Bulijjo nina ennyonta yokukulaba era mmaze nenkulaba
@NoahKawangaazi9 күн бұрын
Amen
@mukoyaannette2 ай бұрын
Amiina ❤ Thanks for ministering, may He strengthen u and i, in the journey remaining on earth
@MsGratefulgal2 ай бұрын
Endiga eyabula, was stuck and could not return home, Ennusu tebulangako, mukamawaayo yeyajiragajjalira Omwana eyabula, tebaamugoba waka, yeyekulembera mu kubula Yesu ye Nnusu gyetulagajjalira, bwetumunoonya tuba tuzudde ekijjuliriza (perfects) amateeka ekkumi
@MsGratefulgal2 ай бұрын
Katonda takaka muntu, alung'amya bulung'amya using goads (rod and staff) Yalungamya Yonah ne Balam, n'abaali batundira mu Yekaalu🙏🏿
@annetadiambo25252 ай бұрын
Thanks for loving and serving the Lord Beckie
@nabakkaeasther1942 ай бұрын
Amen and Amen
@isaactusubira64952 ай бұрын
Pastor Jo, you have put on good weight..
@roseokumu45762 ай бұрын
God bless you joan
@roseokumu45762 ай бұрын
Mukama akuwe omukisa joan,ngomuwereza era naffe tusaba atuze bujja tumuwereze
@nabakkaeasther1942 ай бұрын
Amen Children of God 🙏🏽
@NakalinziAliceLillian3 ай бұрын
Indeed Thanks pastor
@prossytusiime44153 ай бұрын
May God bless your ministry my sister
@mpemberonald57194 ай бұрын
Amen
@mpemberonald57194 ай бұрын
we're blessed indeed _ Thanks pr.
@mpemberonald57194 ай бұрын
Am in class
@mpemberonald57194 ай бұрын
Amen we thank God for this day Pr.
@mpemberonald57194 ай бұрын
Am so grateful to be part of this lecture
@SseruyangeDavidNkuyege4 ай бұрын
Amiina
@mbulirojoyce44255 ай бұрын
We praise God
@NamutebiRoy-nb6eo6 ай бұрын
Amen
@janepherkintu50666 ай бұрын
Amiina nyo
@kibayaedward88476 ай бұрын
So educative and a warming to love for free things. You end up loosing everything.
@namulirebecca88646 ай бұрын
Amen Amen 🎉🎉❤❤
@NamutebiRoy-nb6eo6 ай бұрын
Amin
@namulirebecca88647 ай бұрын
Yiiiiiii no voice for the song of Remnant ministries😢😢
@namulirebecca88647 ай бұрын
Yiiiiiii no voice for the song of Remnant ministries😢😢
@SseruyangeDavidNkuyege7 ай бұрын
mwebale kuweereza
@Sara-y6o3k8 ай бұрын
Wow
@MsGratefulgal8 ай бұрын
Bumper to bumper nga enkolokooto😊 Tandem formation nga European firebugs, hand in hand in solidarity 😊 kajegere formation/Jacob's ladder from the pillow to heaven no breaking the bridge that involves Abraham's descendants
@FrpMan-f3m8 ай бұрын
❤❤❤❤❤❤ wow wow excellent
@MsGratefulgal9 ай бұрын
Tweyanziza nnyo Ssaalongo💐. Maliza yakola omulimu gwatendo okuperereza Yesu abeeko kyakola, kuba mwanyina yali amaze ennaku nnya mu ntaana era nga awuunya, tayogera nakwogera. Singa Maliza yali takozeseza judgement ye nti mwanyina mulambo guwunya (she judged her brother), teyandyegayiridde Yesu kusitukira mulambo. Yesu teyazuukiza Yokana Omubatiza wadde okumukyalirako mu kkomera, ne Maliza ndowooza Yali ayagala kumanya lwaki Yesu alinze omuntu amale okuwunya, Yali amujjukiza nti emmere emaze ennaku ssatu teba nnongoofu/decomposition aba atandise. Naye ne bwetuba tuleese bannaffe mu maaso ga Yesu nga tubasalidde emisango, era nga bwe tumala okugibasalira ne tulyoka tubasembeza eri Co-worker, Yesu, naffe Mukama tabulako kyatuwonya. Lazarus yali tamanyi nti mulambo mu ntaana era nga tamanyi nti awunya. Maliza yagumusalira, nnaye ssi mu bubi okusinziira ku bulombolombo bw'okuziika, ate nga Yesu yali Mwawule😊/Nazirite. Maliza yanoonyeza mwanyina, Mukama waffe, ekyo kikulu😊. Abagoberezi baleeta omukazi omwenzi mu maaso ga Yesu baavaawo n'ekigambo ekiwandiike nga kibanyikidde mu mitima gyabwe😊. Naffe tuleeta bannaffe eri Yesu, Yesu kitala kya bwoggi bubiri: asala Lazarus ate n'asala ne Maliza. Jesus desires to heal both parties: Abasombi ne bebasomba. He is our Author, He knows that we are not perfect but it should not stop us from working in the fields. God wants to empty all our prejudices, and then He can occupy all faculties that have been housing the prejudices. We are co-workers with Jesus and fellow man (the tares and the wheat.) Jesus is willing to help both of us☘️&🌾. Yesu atuyigiriza okusonyiwa yagamba "Kitange basonyiwe kubanga tebamanyi kyebakola." Naye musajja wattu Lazaaro yali tasobola kwogera. Maliza yakola ekisingako obulungi, Yesu yali hot cake, era wabeeranga wa mukisa Yesu okufisizaayo akadde okukukyalira. He was a busy bee, abalwadde baali bangi, n'abafa baaliyo. Yesu Yali aze kuzuukiza Lazaaro n'okuyamba Maliza. Yakuba ebinyonyi bibiri ne jjinja limu. Tukwebaza Yesu olw'okutulowoozaako okulokola nga totusosodde Abantu bonna kiyinzika Leero okusonyiyibwa ddala Yesu eyatutonda nga atwagala🙏🏿
@MsGratefulgal9 ай бұрын
May God help us to have the mind of His Son: Grace, Joy to the World, Humility, Love, Slow to anger...🙏🏿
@MsGratefulgal9 ай бұрын
Help us Lord to be desperate enough to desire the true wine that gives full joy. 🍷🍾 Give me Jesus, the Ultimate gift and the Answer for the World today.🎁 Tweeyanziza nnyo Mukadde Kaleebu😊🥂eno Enviinyo yo baaba tegwaawo, teri expensive, you buy it with no money. Tulemererwa bwerere okugigabanako ne banaffe nga tulinda okugiwereekerezaako ebizimbulukusiddwa ng'ate yo emala. it is enough. Thank you Lord🙏🏿
@ruthcoleman19849 ай бұрын
Wewaawo..... tweyanzizza nnyo Musumba for this message. I am blessed
@ChristopherSserunjogi-dx8zo9 ай бұрын
It's a wonderful assurance sermon let Jesus Christ bless His saints
@ChristopherSserunjogi-dx8zo9 ай бұрын
It's a wonderful assurance sermon let Jesus bless His church
@MsGratefulgal10 ай бұрын
Ekiseera eky'ekisa okugwako, omugwaaga okusigala omugwaga (e.g. Nabbali), ali mu addiction okusigala mu addictions (Abihu ne Nadabu), omuliwenkwe okusigala mu nkwe (Yuda) Twenenye buli kaseera era tubeere sober. Tumukoowoole nga bw'akyalina ekisa gyetuli, era anaatuwulira n'atuyamba nga bwe yayamba Petero. Yesu atusabira tuleme okugwa mu bikemo ate bwe tuba tugudde, twanguwe okumukoowoola okutuyamba. He minds about our realization that we need a helper and He is the one to look to, Helper of Israel. If we acknowledge Jesus in all situations, He will acknowledge us before the Father. All glory and honour to Him, not to us and not to any earthly ruler. More about Jesus and His saving grace
@MsGratefulgal10 ай бұрын
Pr. Kaggwa, He who is in us is greater than, He who is in the world. God can make a 'Saul' to be on the Lord's side, Ananias was comforted when God asked him to meet Saul, the Elite, the zealous one in throwing followers of Christ in prisons😊 Tulumbe n'amagezi nga agemisota ate nga tuli bawombeefu nga amayibwa. We need discernment to weave and balance the characteristics of snakes🐍and doves🕊️
@MsGratefulgal10 ай бұрын
It is crushing time, the Stone/Rock is set to break & crush all kingdoms & pride: weak and strong, into powder so that Christ can build His Kingdom of Humility. No more pride and the Prince of pride soon will come to an end. The Potter is using the Stone(Jesus) to crush clay and iron(elements) to fine powder so that He moulds us again. He is doing it everyday but may be we do not stop to notice His works! Daniel 2:43 And just as you saw the iron mixed with baked clay, so the people will be a mixture and will not remain united, any more than iron mixes with clay. 44 “In the time of those kings, the God of heaven will set up a kingdom that will never be destroyed, nor will it be left to another people. It will crush all those kingdoms and bring them to an end, but it will itself endure forever. 45 This is the meaning of the vision of the rock cut out of a mountain, but not by human hands-a rock that broke the iron, the bronze, the clay, the silver and the gold to pieces.
@MsGratefulgal10 ай бұрын
Tuli mu biseera ebisembayo (feet made of clay/weak and iron/strong) Abaamaanyi, mu buli mawanga si mu America yokka ne Kyaddondo, bafuuse ekifaananyi kye nsolo. Abantu kati basinza abafuzi n'ebirabo ebibagabulwa. Ekiri eka n'emukibira 🤔 twekebere ffeka na ffeka/soul searching. A promise in Isaiah 30:19-20: The Lord will be gracious when we cry for help and He will answer🙏
@MsGratefulgal10 ай бұрын
Okuyigganyizibwa n'okubonyaboonyezebwa (enjala y'ekigambo) bisaza amagezi. Abagoberezi ba Yesu mu Kyayina basala amagezi gonna okuyisaawa ekigambo kya Katonda. Truth is marching on😊 Atasala magezi takuza mwana Yesu, Maama Maria ne Yusufu baalina okudduka mu Egypt okukweka Omwana. E Kyayina, Yesu bamukukusa asobole okutuuka mu forbidden territories zonna. Pr. Kaggwa, Truth is marching on. We have to use all wisdom to pass on the Bread of Life to others and the cheese/smile. Jesus sent us (doves) to wolves, we must be as wise as serpents. Pr. Kaggwa, please check on Silence 2016 directed by Martin Scorsese for a picture of what teaching others is about. Teaching others is learning twice😊 Let us pray for one another and for those doing ministry in difficult territories. Good and evil engaging everyday and that is the great conflict until Jesus' return. The fight is on, whoever overcomes, a reward awaits
Yesu teyakyalirako muganda we Yokaana Omubatiza mu kkomera. Mugandawe yasindira mu kkomera era Yesu yalina obusobozi okumuzuukiza naye teyamuzuukiza. Yesu ayagala tufune enjawulo wakati w'ekisa kye n'ekisa ekyaffe abantu. Tumwetaaga atuyigirize ebibye era Omwoyo we y'atulungamya mu ndowooza yaffe n'e bikolwa byaffe. 1 Cor. 13:3 If I give all I possess to the poor and give over my body to hardship that I may boast,[b] but do not have love, I gain nothing. Kerode yagenda kutonera muwala we Omutwe gwa Yokaana kuba yaguli mu bwetaavu Grace without Truth is not grace. Truth is Jesus. Love without Truth is not Love. Maama Kulanama nga beyagala nnyo ne jjajja Jjumba. Baibuli ettujjukiza nti bwetwagalana, ensi ejjakutegeera nti tuli baana ba Katonda. Tutunuulire Yesu, twepimire ku Oyo Kisaakye Kwagalakwe. Twegendereze counterfeit. Yesu yakoleranga mu kyama😊❤era atuwa amagezi mu Matthew 6
@MsGratefulgal11 ай бұрын
Tweyanziza nnyo Pastor Perez💐 Okugaba kusinga okutoola. Ate ngalo nkalu; ziwoomera nnyini zo. Mukama atusaasire tubeere ne spirit of discernment⚖️ tuleme okwegwanyiza ekifo kya Katonda eky'obugabirizi obutaliko kommo, tuyinza okufuuka ba katonda abalala eri abaana oba n'abalala ne twerabira okubagibira ku magezi ag'okukola n'okweyimirizaawo oba okubawa emirimu. Omuntu muwe ekyenyanja okumala week/mwezi, nga bw'omuyigiriza n'okuvuba. Tusimbe ensujju, ate tuzikungule ffena tuzitwale mu katale tuyole ssente ffembi tutooleko ne za charity/Aid/Donation. Process ssi nnyangu okukungaanya ssente ezo, ensujju tezikulira mu nnaku 7 ate💰 ozigabanye mu bitundu kumi. Olubuto kyoto🔥 alutyabira enku y'akoowa so ng'ate bwetukolera awamu, omu naakabala omulala n'asiga Mukama n'abaza, ffena tujja kuba bassanyufu era tugabe ne ssanyu❤ First Aid kirala naye omugenyi owabuli kaseera, oyo aba afuuse w'awaka. Tukolere wamu please (teamwork) Paulo Experienced man with experiments atukubiriza nti atakola n'okulya tajja kulya. 📚📖 ziva ku ngozi buli. muzadde asome ku butabo buno ayigirize abaana ababe, ab'okukanisa ne baliraana😊 Practical Pointers For Training Your Child/ by Lloy A. Kniss📚📖 Little Red Hen Level 1 Read it yourself with 🐞 Ssimba ebijjanjala, nsujju, ovacaddo, bikuwa engabula😊❤ oba soma ebitabo ogabane ku by'oyizeemu, bwotosoma bitabo nga ne experiments tolina, okugaba kuba kuzibu mpozi smiles, okwebaza n'okubuza ku bantu okujjako ng'olimukoddo bukoddo oba nga gwobigabira abadde asuubira kirala😊 Kyolina kyogaba, maama yagaba enyama y'omwana❤. Tuddeyo ku drawing board. Ekituufu ekirina okukolebwa kiki? Abazadde tweteereze obutanyiiza baana Ephesians 6:4 n'okubakyayisa abagenyi. ministry ya hospitality tuba tujjikotoggera. Tuddemu tumenyere emigaati mu maka gaffe ssi kuliira ku kanisa olw'okukulakulanya okukyaza abagenyi mu mpya zaffe n'okuyigiriza abaana okugabana akatono ke tulina❤🎉😊
@roryntamale141411 ай бұрын
Am blessed to be part of this. Late but I will go back and watch the parts I didn't