Ate kambabuulire,abantu e Bulaaya abanywa kaawa basaba OBUWOOWO(SCENTS) ez'enjawulo.tosobola zonna kuzisiika,otunde ensiike.
@Boss-yq8riАй бұрын
Nrm government kisirani teyagala bantu kufuna ku sente kyoka oluva awo nga bagaba development model kati zamugasoki nga abantu webajja sente babalemesa okukola
@banyenzakimande4570Ай бұрын
Webaale nyo taata
@iloveblueberries123Ай бұрын
Naye ddala abaganda twagaza ki uganda ? Lwaki tettuva mukintu kino kyebayita uganda? Ffe tuwa emisolo, ffe tutiibwa, ffe tusibibwa, ffe tumanyirwa wano ewaffe naye lwaki ??katikiro ssebo uganda eno ettutamye tetujaagala . Twagala tuvvemu
@tomkangave8808Ай бұрын
Kituufu nnyo webale nnyo kulungamya wama
@erisabwambale2017Ай бұрын
So these days, b'se kabaka is back to his right health status, katikiro is a good man/leader to every one! enway, me I admire en fully trust CPM ❤
@andrewjamesbills3445Ай бұрын
Kitufu nyooo ❤ . Bano batusembya
@OberoRekoseАй бұрын
Today you made some sense mr. Mayiga
@timothysebyala2843Ай бұрын
Olambuludde bulungi nyo Kamalabyonna.
@wycliffedavisАй бұрын
Kyokka twebaza Katikkiro okuvaayo okutulwanirira. Obubaka buno bulungi nnyo era buyitirivu. Bannabyabufuzi ate okusingira ddala nga ba kibiina kya NRM @NRMOnline, ffe abaabalonda oba ffe bebalina okusooka okwebuzaako, tebakyatwebuuzaako; nebwetuba ffe Abalimi tuvuddemu eddoboozi, tebakyatuwuliriza, bakola bibatumiddwa bali ab’obuyinza - abalunzi b’Ente. Kyannaku😢 Gutusinze nnyo Ayi Ssaabassajja Kabaka, Twalonda bubi🙏
@esteem.africaАй бұрын
Twesiimye nyo, webale kuwereza 🙏🏽
@listentv1754Ай бұрын
nina ekilowoozo, obwa kabaka tebusobola ku nooneza baganda katale kemwaanyi ebulaaya ? the kingdom could strike deals with organisations and companies to supply buganda coffee as the middle man, kabaka waffe akole kusente naffe abantu be tuffunemu wamu naye.
@@listentv1754Kubanga era munange neri jetutunda waliyo government ate government ekolagana na government ssi namakampuni oba abalimi
@listentv1754Ай бұрын
@suunaarafat1847 ekyo kyenyini kyetulina okwewala. Government ye middle man tulina omujjawo. Tubyeekwatilemu ffe nga obwa kabaka. Tutandikewo sovereign wealth fund to operate as a business. Ebintu bya government bi kakanyavu nyo government zeeyo zimala gatusalilawo nezitulondela lubalaato, abantu abatategeela business ya mwanyi ba speculators abaagala Okola sente ezamangu atte naffe netumala gaviilamu awo. But if we deal with business our selves we can build a brand and start to coner market share, establish supply chains and enjoy economies of scale. Enzi nyingi ezilina sovereign wealth fund, ensi nga saudi Arabia. Ebintu bya government tebiba bilunji kubanga bya Mala gga.