Рет қаралды 34
Ekibiina ki NUP kirangiridde nga bwekigenda okuddamu kakuyege wakyo owokukunga abawagizi okwetolola ebitundu by'eggwanga ebyenjawulo okutandikira ku bbalaza ya sabiiti ejja.
Bino bituukidwako oluvanyuma lwensisinkano n’ebebyokwerinda nebakanya ku byebalina ogoberera.
#KTVUpdates