Рет қаралды 7,438
Abatuuze mu disitulikiti ye Mayuge bakyali ku muyiggo gw'abantu ababbidde mu Nyanja eryato kwe baabadde basaabazibwa bweryebbise mu mazzi nga bino byavudde ku kikwekweto eky'okufuuza abeenyigira mu nvuba embi. Tukitegedde nti abantu ababbidde baabadde bakwatiddwa amagye agalwanyisa envumbi empi era nga mu kiseera enjega eno weyagwiriddewo baabadde basibiddwa empingu. Kiteeberezebwa nti abantu 6 be bakyayiggibwa wabula nga webutuukidde leero emirambo 4 gye gyakannyululwa.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda