Bigobyamugenyi kifo kikulu nnyo mu bwakabaka bw'Abachwezi olw'ensonga nti Abachwezi bwe bagenda awo mu Bigobyamugenyi webasinzira okusalawo ani agenda okusigala ng'akuuma obwakabaka bwabwe! Nyangoma mwanyina wa Isaza eyasooka okusala munsi ebitundutundu nabituuma Amasaza ng'abibula mu linnyalye erya Isaza, yali ayagala Mugenyi yaba asigazza obwakabaka bw'Abachwezi ngera kwe kwava okutuuma ekifo ekyo Bigobyamugenyi oba Olubiri lwa Mugenyi naye ate Abachwezi abamu baali bagala Mulindwa Nangoma yaba asigazza obwakabaka ngera yeyasembayo mu bwakabaka bw'Abachwezi wabula Nyangoma eyali ayagala Mugenyi okusigaza obuvunanyizibwa kwe kusiima ekinya nasamu amazzi agokya n'amafumu nabikako amaliba, nga Namulondo, Mulindwa ajje atuleeko affe Mugenyi obwakabaka abutwale ngera singa teyali Kagorokakyomya who came to rescue Mulindwa obwakabaka Mugenyi yali abulidde era n'okuva olwo Kagoro kwe kufuuka ejjembe lya Mulindwa erimukuuma!
@NabasaKeneth-u5c Жыл бұрын
I love it
@evakatusiime59339 ай бұрын
Love it ever been there
@passunebuaceuceuganda9527 Жыл бұрын
Good
@artphotoanimation80254 жыл бұрын
why they don’t write about bachwezi in school books. it's so interesting. civilization ancient world heritage
@jaggerjack30 Жыл бұрын
But bigo byamugenyi is for bahima not Baganda, the time i was in sembabule i understood that there and lyantonde is for those bachwezi
@tusiimedoreen67346 жыл бұрын
Murokoka ndi,yesu rye nkubo nsmaziima noburamu
@kainerugabakamusyo6 жыл бұрын
Yesu byebiki gwe sebo
@tusiimedoreen67346 жыл бұрын
@@kainerugabakamusyo mukama akusasire omumanye kuba ye byona mubyona
@kainerugabakamusyo6 жыл бұрын
Abo abazungu nga tebanaleta yesu wabwe, ffe twaliwa? Katonda ari'omu yatutonda nobutonde obwaffe, tomuyita nti yali tamanyi kyakola. Yesu bamuleeta kusiluwaza Ensi