Рет қаралды 8,371
Ssaabawolereza wa gavumenti Kiryowa Kiwanuka agamba nti etteeka lisaanye likyukemu bwekituuka ku basibe kkooti b'eta balye butaala ng'ensinzidde ku bujulizi nti baacunyizibwa okukkiriza emisango.Kiwanuka agamba nti abantu bangi abazizza emisango gya nnaggomola beyambisa oluwenda luno okuva mu ngalo z'obwenkanya olwo be baalumya bbo nebaviiramu awo.Ab'akakiiko k'eddembe ly'obuntu ne yafeesi ya ssaabawaabi wa gavumenti nabo kino bakiwagidde nga baagala etteeka liragire omusango gw'okutulugunya omusibe guwozesebwe nga gwa njawulo wabula n'ogwamukwasa nagwo gusigale nga guwulirwa.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda