Agataliikonfuufu MIN. MAYANJA AYINGIDDE MU NSONGA Z’OMUKADDE ALUMIRIZA OMUGAGGA OKWEZZA AMAKAAGE

  Рет қаралды 27,553

Bukedde TV

Bukedde TV

Күн бұрын

Minisita Sam Mayanja ayingidde mu nsonga z’omukadde Nantongo Mary Annet Zimula alumiriza omugagga okumutwalako amaka n’amukasukira ebintu ebweru ng’eggulo yawezezza wiiki nnamba ng’asula bweru. Amusanze wabweru w’ekikomera mu Klezia Zone mu Makindye.
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
Agataliikonfuufu 08 08 2023
Omusomi Kuteesa George Williams

Пікірлер: 78
@sulashabb3321
@sulashabb3321 Жыл бұрын
Mukadde muyaye super💯💯💯💯💯💯💯💯💯💯💯💯
@namubiruflorence4458
@namubiruflorence4458 Жыл бұрын
Thanks for bukedde tv mwebale kutambuza mawulire
@maysanyu7860
@maysanyu7860 Жыл бұрын
Yiii imagine 😢😢mukadde okusula ebweru
@lincolntamim3544
@lincolntamim3544 Жыл бұрын
Awesome team Qatar
@kasumbahenry5983
@kasumbahenry5983 Жыл бұрын
Ono omukadde muyaaye wa city
@SuperAfricandream
@SuperAfricandream 9 ай бұрын
kituufu olaba nekizigo kyamwokya face. Omukadde ayagala kwefulira mufaransa
@namatamary5382
@namatamary5382 Жыл бұрын
Salute lumbuye bulijo abagamba.
@kasumbahenry5983
@kasumbahenry5983 Жыл бұрын
Oleese embizzi mu muzigiti
@matsikoharriet8302
@matsikoharriet8302 9 ай бұрын
Lumbuye takyakola mawulire mbu bulijo abagamba tulekemu nawe
@KyagulanyiVincent
@KyagulanyiVincent Жыл бұрын
Yii mukama😢😢😢
@AminahNaigaga-t1s
@AminahNaigaga-t1s 3 ай бұрын
Subhana Allah Mufaransa muubi
@namubiruflorence4458
@namubiruflorence4458 Жыл бұрын
Kyono ekyisajja kyibbi kyona kyikanura amaso gasiya😢😢😢😢😢
@teddynam5391
@teddynam5391 Жыл бұрын
Simanyi minister ayagala kweddiza nju ya mukadde! Mbu noonya omukadde wabweera. Omukadde alina ku dda mu nju ye!
@nakimbowarose4985
@nakimbowarose4985 Жыл бұрын
Onyango kuruno tarinze tukyanonyereza amen 🙏🙏🙏
@violanakasaga8482
@violanakasaga8482 Жыл бұрын
Gwojje mukyalo 😢😢😢😢
@Ronald-l9u
@Ronald-l9u Жыл бұрын
Yayagala ode mukyalo😆
@semandacharles5623
@semandacharles5623 Жыл бұрын
Omukade story ye tekwatagana
@aishanabudde
@aishanabudde Жыл бұрын
Thanks bambi
@oladiranagunbiade4418
@oladiranagunbiade4418 Жыл бұрын
Naye banage Uganda olemwa ohh obubbi 😢😢😢
@nakimbowarose4985
@nakimbowarose4985 Жыл бұрын
Onyango thank you rero bkuanga okora kuruno bakumpeere ju kyonywa
@mulondokalemera7531
@mulondokalemera7531 Жыл бұрын
There are two sides to every story. Mayanja made the right decision. And let us not forget that the old woman was not thrown on the street; she was relocated somewhere respectable. This looks like something orchestrated by her grandchildren. Betting everything that they are nothing, and see this as a way to earn peanuts - which they will waste away in no time.
@marghrit7393
@marghrit7393 Жыл бұрын
naye abantu bagala ebyobwerere 😢😢😢
@kastardons-gr5ug
@kastardons-gr5ug Жыл бұрын
A fade is loving.
@ladymasakawabobi7
@ladymasakawabobi7 Жыл бұрын
Kasajja gwe ofaki nensi 😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢
@gorretwabobikyagulanyi6752
@gorretwabobikyagulanyi6752 Жыл бұрын
Ekisajja kibii nyo 😢😢😢😢
@margretgeomer5015
@margretgeomer5015 Жыл бұрын
Uganda tulagawa 😭 abantu kati bafuuse babbi webati Yesu wange
@namubiruflorence4458
@namubiruflorence4458 Жыл бұрын
Banange kyisajja kyibbi nyo anti kyi westerner😢😢😢😢😢
@preciouswange
@preciouswange Жыл бұрын
Ekyokiyiinza okumutila munju😢😢😢😢
@magimage3058
@magimage3058 Жыл бұрын
Ono munyarwanda mwenyini banange Ugandan tulabye Juba tri ayamba kale bambi laba jjaja bwasigadde mubanga.
@kaumasulaina4893
@kaumasulaina4893 Жыл бұрын
😢😢😢😢😢😢😢😢😢😢
@zuhurabukuru2034
@zuhurabukuru2034 Жыл бұрын
Kano kabano pure
@patiencekomugisha2769
@patiencekomugisha2769 Жыл бұрын
All in all let’s follow the right way of buying assets this man is wrong
@nakibeats9521
@nakibeats9521 Жыл бұрын
Bambi, mwebale kuyamba mukadde ono. Ono omusajja mubbi.
@Ronald-l9u
@Ronald-l9u Жыл бұрын
Kino ekisaja kibbi ate kifere kyabaluwa,mbu kyagulawo obukadde bisatu mu atano,ave mu maka go mukade adeyo ewabwe jeyava, tukoye baserwaja okwota abamala nebefula, omukade yawonye, ekisaja kibade kiyinza nokumuta, tukoye agabbi nagafere,nkidamu ave ku taaka lyomukade,taja kutwala byabwerere nga akumpanya bukumpanya😣
@SheCareschristianmnstry
@SheCareschristianmnstry Жыл бұрын
That old woman is not safe and imagine what will happen when she is gone.
@ahamadabalyejusa3654
@ahamadabalyejusa3654 Жыл бұрын
Ako akasajja ketaaga kutuga butuzi😳😳😳😳😳😳
@ladymasakawabobi7
@ladymasakawabobi7 Жыл бұрын
Walayi 😢😢😢
@preciouswange
@preciouswange Жыл бұрын
Okitegeera 😢😢😢😢
@MimiBae-es2dy
@MimiBae-es2dy 17 күн бұрын
Nze abasilamu bantamaa , kiza okubela nga yaloga ne mukandee
@josephwole8995
@josephwole8995 Жыл бұрын
we need to help her
@esternakisa4963
@esternakisa4963 Жыл бұрын
May be that is amoney lender Katonda akulwanirire jjaja
@magimage3058
@magimage3058 Жыл бұрын
Abo abefula abakulu bona state.
@tukamwesigamiriam21
@tukamwesigamiriam21 Жыл бұрын
Akashajja kabii
@rosebuds307
@rosebuds307 Жыл бұрын
Abantu Ababi Jebari Omusajja Ayagala Kuba Nju Yo Mukadde
@ainembabazijackline3603
@ainembabazijackline3603 Жыл бұрын
Simanyanga ono Munyankore musilamu kika the way he's kupaakuka nga ayogela kyewunyisa mbuno mufalasa ha😅😅😅kaleno adeyo e bufalasa
@lincolntamim3544
@lincolntamim3544 Жыл бұрын
Awesome
@teddynam5391
@teddynam5391 Жыл бұрын
Enyumba ya mukadde omusajja alabika muyaaye mubbi! oyo omukyaala mukulu, ate ategeera taliimu buyaaye. Abantu abo Kati babbira Ddala ebintu bya bantu ne ttaka mu Buganda, Kati awo a lawyer kirabika yagingirira ebiwandiiko muyaaye.
@esternakisa4963
@esternakisa4963 Жыл бұрын
Nnnnyooo
@teddynam5391
@teddynam5391 Жыл бұрын
@@esternakisa4963 Omuntu ali ku nkato!
@ericssebulimea3279
@ericssebulimea3279 Жыл бұрын
Mayanja ssilabye bwayambye mukadde Ono. Yandibadde atwala Mufaransa mu Kkomera
@uncleKas
@uncleKas Жыл бұрын
Endagano zeyakola no mukadde ziliwa? Era lwaki Ye nga agula yasinga okwetaga Chairman yalibadde amuteredde omukono ku ndagano
@ruthkatushabe6627
@ruthkatushabe6627 Жыл бұрын
Bambi abamateeka munyambe omukadde yo
@ruthkatushabe6627
@ruthkatushabe6627 Жыл бұрын
Alete endagano entuufu aleme okulimba omukadde 😭😭😭
@rosenamukasa7707
@rosenamukasa7707 Жыл бұрын
Banange twagirwa abanyarwaanda
@partricianamutebi6551
@partricianamutebi6551 Жыл бұрын
Oyo lwaki tade ewabwe nokiwulira ngakibolooga
@IreneSalness
@IreneSalness Ай бұрын
Gwowonya eggele, yalikusamba.
@faridandabirurere3037
@faridandabirurere3037 Жыл бұрын
Kyokka omunyarwanda afuse omunyarwanda mu Uganda. Banange lwaki tebagula Rwanda naye nebabonyabonya abantu bwebatyo???
@kazibwealoysius5104
@kazibwealoysius5104 Жыл бұрын
Akabano kali bulala
@senyeddy
@senyeddy Жыл бұрын
Kano kabano kennyini.twagirwa abanarwanda
@kalyangoesther7007
@kalyangoesther7007 Ай бұрын
Yeee ababbi bano lwaki tebagula ewabwe besiba wano, mufaranansa mubbi
@KabughoNevalesi
@KabughoNevalesi Жыл бұрын
Musaja nkwe mukama akusasire biokola tobimanyi
@namulondosania1614
@namulondosania1614 Жыл бұрын
Naaye uganda tukoye ebintu bino mwe þmbiraba
@nalubowajuliet7273
@nalubowajuliet7273 Жыл бұрын
Nze abapangisa abasinga bantu babi nyooo ,nadayo ewaka nga bagala kuzimba obuyumba kuttaka lya bazadde bange,nzenabagamba ngenda bisuula temukirizibwa kuzimba kintu kyona wano,land lord buli kiseera yabera omubi ,hmmmmmm nze ndaba this is a lesson to all of us!
@lincolntamim3544
@lincolntamim3544 Жыл бұрын
Really
@IreneSalness
@IreneSalness Ай бұрын
Mukifule kyakulabilako.
@ritalukoowe5139
@ritalukoowe5139 Жыл бұрын
The poor are going to suffer, 👀 at this stupid Mufaransa stealing from this old momma
@sophianalunkuma3072
@sophianalunkuma3072 Жыл бұрын
Ddalaa ani Mutufu ani Mulimba ? Kyoka kumwembi kuliko omulimba Naye gwe wena omulimba oba OSANA KUFFA N'O VAWO. BUT MR ONYANGO BULIJJO MUMANYI NOKUSITUKAAKO ? NKUDIMYE MR MINISTER NE BANO
@rosemarynakimera8573
@rosemarynakimera8573 Жыл бұрын
Kasumba oli kisirani nyo omuntu alabye naganyalwanda oyo mukadde omuyisemu nga kitawo omubbi gasiya
@petals8657
@petals8657 Жыл бұрын
Kati RCC E mbarara teli milimu
@fredbuyinza8130
@fredbuyinza8130 Жыл бұрын
😂
@JackENJill2000
@JackENJill2000 Жыл бұрын
Oyo mukadde bamubye
@rosemarynakimera8573
@rosemarynakimera8573 Жыл бұрын
Oyo mubbi nyo kabano group mugobe ekisirani kyo munyalwanda singa abadde nyoko ku myaka egyo nasula ebwelu banange muyambe omukadde mugobe kabano
@querrina4698
@querrina4698 Жыл бұрын
Ova gwe musajja gwe???dayo ewamwe jewava.
@rachealnambakire9401
@rachealnambakire9401 Жыл бұрын
Mugutwale ogwo gubi
@mariamziraba6904
@mariamziraba6904 Жыл бұрын
Mufalansa, beramu kunsonyi.
@lincolntamim3544
@lincolntamim3544 Жыл бұрын
Wow
@joanitahjoanna2945
@joanitahjoanna2945 Жыл бұрын
Thieves. You want to steal from the old lady
BANNAMWANDU OKULI OW’EMYAKA 81 NE 78 BAKOZE OLUTALO
4:18
Bukedde TV
Рет қаралды 22 М.
George Saitoti's death - a mystery ten years on
25:20
NTV Kenya
Рет қаралды 1,3 МЛН
Mom Hack for Cooking Solo with a Little One! 🍳👶
00:15
5-Minute Crafts HOUSE
Рет қаралды 23 МЛН
To Brawl AND BEYOND!
00:51
Brawl Stars
Рет қаралды 17 МЛН
REAL or FAKE? #beatbox #tiktok
01:03
BeatboxJCOP
Рет қаралды 18 МЛН
危险的富贵:赵薇的难言之隐
42:49
二爷故事
Рет қаралды 1,1 МЛН
Taasa Amakaago-Nazzaala anona mutabaniwe mukisenge
18:37
Bukedde TV
Рет қаралды 206 М.
Agataliikonfuufu OMUSUMBA WABALOKOLE AGOBEDDWA LWA BWENZI
5:24
Bukedde TV
Рет қаралды 16 М.
Chozen Becky abadde asiiba ku migo, kata affe. - Emboozi yiino.
15:34
Mom Hack for Cooking Solo with a Little One! 🍳👶
00:15
5-Minute Crafts HOUSE
Рет қаралды 23 МЛН