Рет қаралды 6,157
Enteekateeka z’okuziika abadde omuwabuzi wa Pulezidenti ku by’amawulire John Nagenda ziwedde. Agenda kuziikibwa olunaku olw’enkya ku ffaamu ye e Bwotansimbi Buloba ku luguudo olw’e Mityana. Abatuuze bamutenderezza olw’okubawa ebyapa ku ttaka lye .
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
AGATALIIKO NFUUFU 06 03 2023
Omusomi Kuteesa George Williams