Omulangira Jim paige yakyogera ko ku UNN TV official ekya Court of arms, how abazungu bwe batujjako amanyi gaffe through it. We need more insight into the work of abangerezza in our demise.
Jakana munaffe webale tusomesa history waffe owa baganda naye twandiikusabye owandiike kitabo what i know that book will sell like hot cake nze kulwange njagala nnyo okusoma ate osinga okusoma ebyafayo nawa gyenva .
@Ketrah2563 жыл бұрын
Cant wait to subscribe on channel 46 want to know more about ngabi clan and fumbe bambi
@tinnanamalwa55263 жыл бұрын
Naye honorable jakana olina ezalawo, sebbo first son alina kuba Sargent
@simonmagezi71613 жыл бұрын
For sure takulimbye
@trilllk73713 жыл бұрын
Oba tomanyi nti waliwo obutonzi nobuzaale, ela nga toli musamize, ensonga z'empewo ziveeko sigala kwebyo byowasoma busomi n'ebyafaayo. Thank you
@aishanan58873 жыл бұрын
Kati gwe atategera byayogera oyambye ki ba nayuganda okumanya jakana byasomesa mukulu ani yagamba nti okumanya ebyobuwangwa olina kuba musamize mukifo kyokwesunako nti jakana avudeyo nasomesa egwanga kubanga banji binji byetuyize byetubade tetumanyi nawe omwana wo nomuzukulu alibisanga era namanya ki ekyo kyali
@trilllk73713 жыл бұрын
@@aishanan5887 Nyabo ye yenyini yagambye nti tali musamize. Ela nagamba nti byayogera yabisoma busomi. Obusamize kubamu buwereza, empewo zino tuzikongojja Naye buli muntu akiririza mubuwangwa bwe natambula nga anonnooza ennono lya bajajja bwe oyo aba omusamize. Kati oba ye agamba agoberera obuwangwa bwe nennono ate mubwagu nagaana obusamize tolaba tekikola sense??? Abantu mu sudde bajjaja bamwe mbu bibaswaza 😒 mbu bya sitaani bya bulogo. Kino kankiwaniike mu capitals. BAJAJJA BAMWE BALI BASAMIZE NGA ABAZUNGU / BA ARAB TEBANABA KUTUUKA MU UGANDA. ELA BAWANGA AMAYEMBE 😂 NEBANYEENYA ENSAASI, NEBASAMIRA LUBAALE.
@aishanan58873 жыл бұрын
@@trilllk7371 okubisoma kibi? Ye akugambye simusamize wabula enono ye ajagala soka otubulire ko enono kyeki? Awo nkubulire ko kyenzize njiga mubyasomesa
Nayeee kankaka...y don't u also ask ma'ama fina the meaning of these biwumbe coz she takes herself the cultural leader.. otherwise jakana thanks for your cultural knowledge n wisdom on Buganda tradition
@aishanan58873 жыл бұрын
Tonsesa maama fina nga nabamitira omusajja tewali kyeyabakola
Kankaka,tuyambe okunonyeleza ku sekkabaka Kigala kungubu..........gyebuvuddeko Waliwo okuba ettaka kumasiro ge eddambwe no kubba Akabba ke a kasekabaka kenyinni.akawanga ka sekabaka oyo kalagawa.....ani ya kaba mumasiro ge eddambwe...ezo si zensonga ezimu ku nono eluma kabaka???
@trilllk73713 жыл бұрын
Enkanamu ya Mukasa eva ku mbuzi. Ekiwu kya Kiwanuka eva ku ndiga. Ekikyusa nkanamu kya Musoke kiva ku mbuzi. Abalongo babasiba nenkoko kati simanyi byoyogera ssebo.
@spiritualitymeetupuganda3 жыл бұрын
Ebya mayembe biveeko kuba toli musamize
@lusseesau17873 жыл бұрын
Twakowa bi comments byamwe na gobozi gamwe oba oyina kyo wakanya enamba weli awoo bakubile mugende ku interview one on one okusinga okwasamila eno
@trilllk73713 жыл бұрын
Kale nowulira kati oba tebawanga amayembe bagakola ki??? Lekelawo okubuzabuza abantu nawe. Amayembe gyetukongojja nga zali zamuzimu kubuzaale tugawanga.