Рет қаралды 3,605
Ekitongole ekiwooza ky'omusolo ki Uganda Revenue Authority kikakasizza nga bwekyawandiikidde ekitongole ky'amazzi ki National Water and Sewerage Corporation nga kikisaba amannya, ennamba z'amasimu n'ebintu ebirala byonna ebikwata ku bantu abakozesa amazzi nga kino kyakubayambako mu kufefetta abo abeebalama okuwa omusolo.Okusinzira ku URA, bino byakusinga kweyambisibwa mu kulondoola abo abayina okusasula omusolo ogwagerekebwa ku nnyumba ezipangisibwa.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda