Рет қаралды 12,045
Kizuuse ng’abamu ku bantu ababadde bavumirira enkola y’ekyapa mu ngalo eyatongozebwa gyebuvuddeko - beebamu ku baafuna edda ebyapa wansi w’enkola eno.
Olwaleero Ekitongole ky’ebyettaka mu Buganda ki Buganda land Board kitulaze ekyapa ekiri mu mannya ga Sheikh Nooh Muzaata nga y’omu ku bantu ababadde bavumirira enkola eno.
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda