Рет қаралды 21,071
Aba famile y'omugenzi Tamale Mirundi beetondedde abo bonna abayinza okuba nga baanyizibwa ebigambo ebizze byogerebwa omugenzi mu biseera bye waabeeredde omulamu. John Ssali, muganda w'omugenzi, ategeezezza nti omugenzi abadde asaaga nnyo mu by'ayogera ate oluusi ebigambo bino ne bibaako be binyiiza.Omwoyo gwa Mirundi gusabiddwa mu kitambiro kya missa ku Kelezia ya St Gyaviira e Bunnamwaya.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda