Рет қаралды 60,950
Ku nsi kuno oyinza okwebuuza abantu balamu kyebaagala. Wiiki ewedde, abakwata enseenene baali babula kweyimbamu miguwa kwejja mu budde olw'okubanga zaali zigaanye okubuuka,Kyokka ate bwezabuuse nga bwe abaasaba ate nebakolima nti lwaki zibuuse nyingi okubafiiriza!Waliwo n'abagambye nti kati palamenti yafuuka nga kasomero ka Nursery, omuli omusomesa gwe bagenda okukubuulira agaana abaana okunywa obuugi ku kanteen olw'okubanga baatemye lesson ffe kyetwayitanga okusala embiina.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda