Wow. What a talent! I hope one day to see Mukyala Nandujja live . Mukama abakuume muyigirize na abaana abato amazina amaganda. Keep it up.
@nabukenyamadina58554 жыл бұрын
Thanks our mama 4 u message
@ritalukoowe51394 жыл бұрын
Lady God gave u de talent use it oo
@NabwamiAgnes-og4lq Жыл бұрын
Much love
@bulagehusnah7224 жыл бұрын
Kyekyo mubibye Byansi byakuleka
@ritalukoowe51394 жыл бұрын
Yes oo 💃🏽
@nagaddyahasifah73304 жыл бұрын
Nye Devosh 🤣🤣🤣🤣nedda sebo olese gamu bidongo, welabidde nti Maganda kyoka bakusibye e burungi 😅😅😅ntemye kasita olese agaka chumbari🤣🤣🤣😝😜🤸♀️🤸♀️🤸♀️🏃♀️🏃♀️🏃♀️
@mansoorlubega97064 жыл бұрын
Hahhahahahhahahahaaaaaaaa, naye baana mmwe! Bambi muzzukulu wa Nsamba, Devosh, atandise okulinnya eddaala, kati pulogulaamu ezaali zihositingibwa abanene ba Melon kati y'azihositinga. Wabula omusawo gweyagendako e Kiwangala, mumanyi, akola nnyo, kasita akuwa ensiriba tebayinza butakukuza ku mulimu.
@nagaddyahasifah73304 жыл бұрын
@@mansoorlubega9706 Nedda Dia, Devosh nera Wali wetumumanyiridde nawo warungi Era nakyo kiffo kyegombwa bangi, but Daaya this time round is sick has problems with her voice that's why Devosh amubereredewo in nowdays' camuka... But we know she will be fine soon in God we trust🙏, Amen.
@mansoorlubega97064 жыл бұрын
@@nagaddyahasifah7330 Amiina, Thumma Amiina.
@nagaddyahasifah73304 жыл бұрын
Nice 👌👍❤️😍😍😍
@mansoorlubega97064 жыл бұрын
Mu ggumba! "Aliwaaaa Nagaddya mu ggumba, Waggulu waladde wansi ggereggerereere e Nnabulagala. . . . "
@nagaddyahasifah73304 жыл бұрын
@@mansoorlubega9706 Jesus loves you, when are confessing to receive your Salvation? ❤️
@mansoorlubega97064 жыл бұрын
@@nagaddyahasifah7330 Mwannyinaze Nagaddya, nze ndi musajja Musamize nnakinku, era buli ku makya nkeera nenkowoola ba Jjaaja ba Buganda n'aBaCwezi, bangere okumbunduggulako emikisa: JJaaja Nabuzaana, Nakayima, Jjaaja Muwanga, Kibuuka Omumbaale, Kadduwannema, Mukasa w'ennyanja, Ddungu, Musoke ne Namusoke. . . . . . .
@nagaddyahasifah73304 жыл бұрын
@@mansoorlubega9706 oh.... But still not too late Dia, May the Almighty🙏🙏🙏 God have mercy to meet you dia and receive your Salvation in Jesus'name 🙏🙏🙏Amen. That's my prayer.