Рет қаралды 55,752
Mu mboozi yaffe ey’okubiri ey’abagambibwa okukola olukwesikwesi ne basomba family yonna ne bagitwala mu mikono gy’abagambibwa okuba abayeekera tugenda kukulaga abaana abaasigalawo gye baabuzaabuzibwanga okumanya ekituufu ekyatuuka ku bazadde baabwe okutuusa lwe baazuula mukakitaabwe n’abalombojjera ebyabatuukako.Patrick Ssenyondo k’atumalireyo emboozi eno.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda