Рет қаралды 6,992
Bannamateeka ba Dr. Kizza Besigye ne Hajji Obed lutale ne leero basiibye bakola ekisoboka okulaba nga abantu baabwe bayimbulwa okuva ku alimanda e luzira kooti y'amagye gye y'abasindika.Bano bakedde wa ssabawolereza wa gavumenti , kyoka n'abategeeza nga bwatalina buyinza obulagira okuyimbulwa kwabwe , okujjako okuwabula ekitongole kyamakomera.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda