Ekitegeza ono omulalu yali mukesi neyefula nga omulala
@kyampeirebernadette5345Ай бұрын
Most mad people on the roads are used to investigate. Hmmmm women also the man warned her
@rashidahshalomАй бұрын
Abo tebaba balalu babeera ba mbega. Babega nekubyobufuzi wagwa ku maka nga bawagira Bobi nga aloopa mubakama be nga babawamba. Nze saagala Saagala balalu
Nze nasanga sister wa bestie wange nga talina wa kusula nemuleta ewaka naaba 2.5m in short wetwa mutwara ku police nebachusa omusango nbu rwaakyinasuza omuntu gwesitamanyi mungu
@monicanakiwala2Ай бұрын
Abantu abamu ssi balaluuuu
@AgnesNamu-k9qАй бұрын
Bambi kinyabo 😢😢.
@mariamnamukasa652Ай бұрын
Am the first to comment Mrs nsubuga
@HajarahMuslimahАй бұрын
subhnaAllah nze nabalalu tetukwatagana kuba hmmm
@maryamsophieismael5960Ай бұрын
Wama kyova olaba abalalu babayita bambega
@sanyunaavanakibuule4912Ай бұрын
Mwana wange ekiisa ekingi lumu kilikuzalila akabasa ebyobyebigambo tata wange byeyangamba anti nga gwenayamba akomekeleza ayagala kunsula dalu mmmmh ensi eno abantu kati mbagenda kitono.
@NantumeCatherine-h4uАй бұрын
obweda ninze lugambo
@zainakulabako2916Ай бұрын
E jjinja eyo waliyo amaka agayamba omukazi nomusajja ngabaze kukyalo ngatebabamanyi, babasuza mu kisenge kyabaana. Kumakya basanga abaana babwe 5 nga babajako emitwe ngabagenze najo.
omukazzi talina musango naye omwami yeyakutulanga. deal i ever heard the same story nga omwami yalina omulimu gwa bulijjo naye nayenga they used to steal and kill people kyoka nga omusajja wabuvunanyizibwa therefore abasajja abakolakola deal bakyala bwoba toli kubwangu muleko kuba ojakaaba obulamubwo bwona
@RebeccaNagawa-tb3unАй бұрын
Gm Mrs nsubuga.
@samanyanulu7392Ай бұрын
Ffe betwayamba ate mbu twamala netubaloga. Kitufu omuntu muyambire wala tewesembereza mumaka go
@AsyatNassimbwaАй бұрын
Ya Allah
@josnitahnakuya1876Ай бұрын
Most mad or very extremely poor people are not poor. People pretend to be what they are not to know other people's secrets.very sad for the family and the man.kika
@BilungiJessicaАй бұрын
Bible egamba muzabuli nti wakola binji nesirika bwenasituka nakunenya gwe alabika bawe yari Mutemu so omulalu teyayina musango yari akola murimugwe ohhhh so Katonda yari munyivu eri Family ye naye alokoke yenenye ku rwa,baawe Mukama amusasire ajakuvayo