Naye bannange kiri mu ddiini y'obulokole Mukama yaamanyi
@TutuTibaleka19 күн бұрын
😂😂😂😂
@Judith-iz7sm20 күн бұрын
Endiga kati zifuse empunu😅kati
@agabaronald787920 күн бұрын
Kulwaki teyasoka kuwa malaya ye ejanjabe obugumba
@kabiitofrancis189820 күн бұрын
Frank Gashumba yagamba nti Bugingo muyaayu gwennyini ne basumba nabo miyaayu gyennyini
@kabiitofrancis189820 күн бұрын
Ekrezia nebwemugyogerera obubi ffe abakatoliki tetusobola kugyikyawa. Ate ekilala omukatoliki bwakoma ku mugaati gwokka oba ostia bwakkiriza n'omutima gwe nti kyafunye ye yezu ddala mu mwoyo afuna full package omuli n'omusaayi gwa yezu kristu. Kale ebintu bye krezia bigenda na kukkiriza.
@kabiitofrancis189820 күн бұрын
Naye amazima ddala eddiini y'obulokole efuukidde ddala ya laisi nnyo???
Naye ne mu busiraamu obwonoonefu bungi nnyo. Ekkubo ettuufu erisobola okututuusa mu ggulu oba mu jjana nga bwemuliyita kweyisa bulungi nakukola bikolwa birungi. Muve kwebyo bamasheik bammwe byebabayigiriza mbu omuntu bwabeera Omusiraamu nebwayonoona atya era naafiira mu bwonoonefu bwarigenda eri Allah alimukkiriza okuyingira ejjana kubanga abadde musiraamu era abadde ayatula Allah. Obusiraamu bannange nabwo buyigiriza enjigiriza embi ennyo ezitarina gyezitutwala.