Рет қаралды 2,160
Omwaka Guno Lyrics:
Gakulukuta gakulukuta
Bulijo jegatakulukutila *2
Katonda oyo atakyukakyuka
Leero akyusa embela *2
gweguno omwaka gwe balanga
gweguno *5
gweguno omwaka gwetwalinda
gweguno *5
ebivume bikulukuta
gweguno *5
ebikolimo bifuka omukisa
gweguno
chorus
twogela enimi empya
oh oh oh omwaka guno
tuyingila enziji empya
oh oh oh omwaka guno
twogela enimi empya zebatawulila
oh oh oh omwaka guno
tuyita mumakubo gebatayitangamu
oh oh oh omwaka guno
verse
nze ndi ku mavivi sebo
nsaba mwoyo wo kumanya
wenina oteka sente
lero wenkola nkwase
nze ndi ku mavivi sebo
nsaba mwoyo wa magezi
nkubisemu kyompade
nsaba nokutegela
omukisa gwange nga guze
zukusa omwoyo wa manyi munze
ebilo tebimpitako
zukusa omwoyo wamanyi munze
teka entiisa ku mutima gwange
nebwemba ngagawade nsigale nga nkimanyi munda munze
nti gwe katonda wange
chorus
twogela enimi empya
oh oh oh omwaka guno
tuyingila enziji empya
oh oh oh omwaka guno
twogela enimi empya zebatawulila
oh oh oh omwaka guno
tuyita mumakubo gebatayitangamu
oh oh oh omwaka guno
#OmwakaGuno #DonZabbu