Musawo I salute u mukwano,kati musawo naroota taata womwana wange nga ndaba aze ebukojja waffe naye nga wendaba nomukyaala owokukyaro kyaffe ngate ye mujja wange nga bombi tuli nabo ebukojja waffe naye nga mujja wange tamanyi.kitegeeza ki musawo
@acraft93273 жыл бұрын
Thanks dear.... Ndoota nyo nga mbuuka mu mbanga nga nina jendaga naye ate bwentuka okukka wansi nga ntuuse kinzibuwalira . Era emabegako nali ndoota nyo nga nina kyendya naye bwemba nkirya ndya kitono naye bwenala okukilya ntandika okisesema nga kinji nga tekigwayo era sikisema kugwayo okujjako mpawamuka buwawamusi nenva mukilooto
@florahug Жыл бұрын
Thanks for that word musawo mercy. Nze naloota ngomutembeyi atunda essawa eyagold nenjegomba era nganjagala ojigula naye ngampangulukuse nemugamba agitereze nàgitereze nayenga nonya sente sizilaba eranganamaso gange tegalababulungi
@namatanoelin51303 жыл бұрын
Thank you so much musawo, Enze naloota nga mukwanogwange agenda kugwaayo wansi ngava kukalina naye nga takimanyi ate ngaddugala nyo naye nga bwemugamba nti ogenda kugwaayo naye nga tafaayo
@جاوليت3 жыл бұрын
Thanks dia musawo murcy
@macbook65073 жыл бұрын
MUSAWO GREETINGS, KITEGEZA KI OKULOTA NGA OBUKA MU BANGA SIGUMU ATE ERA SI EBIRI WABULA EKILOTO NKIFUNANYO . NSABA TEGELA MAKULU GAKYO, THANKS MUSAWO.
@nanyanziagnes68003 жыл бұрын
Hello musawo, i dreamed when have gone back to ug and found when my first born gave birth and she was having a second pregnant,and as i was still argueing crying abt it then i saw my second daughter too is pregnant and i was questioning God while crying soo much and my daughters were crying too then the whole place was full of tears.
@mugumyashira94993 жыл бұрын
Musawo mercy webale kuvunula biroto byafe nze shira mugumya nalose nga tulinga abagala okutwanjula naye taata nagamba nti fenna abawala abasatu abakulu nti batwanjule fenna naye ate abasajja bo sabalabye naye nga fenna batugamba tugenda kwanjula Nekilala nalose nga ndinomukazi nga Ali lubuto naye ate nga simumanyi awo neneraba nga nyonsa omwana naye nga ate amabere gavamu amasila nga temuli mabere naye nga omwana simanyi jemuje awo ne sanga omulenzi mukwano gwange alinga anjagala nambuza nti tulagawa
@خليلحمدانحمدان-ق3ظ3 жыл бұрын
Nange naloota poul Kafeero omuyimbi nemukwano gwange nga baddamu okubaziika ,naye kati nkitegede kyekyali kitegeeza,thank you musawo mercy
@nanderatopister3963 жыл бұрын
Hlo everyone let's thank GOD for the gift of life as we pray for our families en country 🙏
@derrickkillar49863 жыл бұрын
hii thx musawo mercy. nalosse nga maama ngamba nti jangu onabbe kukanabuula nsonyi
@hidhayahnakalanzi91703 жыл бұрын
Nze naloose nima kasooli nebijanjaalo nga kasooli omu akuze nga batto bange bakoola ebinjanjaalo byenasimba nga tusamyuka nga ono bwetu pulaninga okusiimba ebilala
@aristonjowana59073 жыл бұрын
Good morning Musawo mercy,❤️❤️❤️❤️❤️, thanks for update
@asiimwealexssmc65833 жыл бұрын
Good morning Dr senga mercy, I love ur bicela kikwano 🙏😷😷😷😷
@MANYABINOMUSAWOMERCY3 жыл бұрын
Good morning dear thanks dear
@asiimwealexssmc65833 жыл бұрын
@@MANYABINOMUSAWOMERCY ur welcome my beautiful Dr keep it up always 💋💋💋💋💋
@aminahnaiga49203 жыл бұрын
Nze ndi abroad naye ntera nyo okuroota nga nzizeyo e Uganda naye nga silina sente
@blessedamooti13713 жыл бұрын
That means plan. We'll for Ur money, u may find whn U hv nothing
@triciak32113 жыл бұрын
Aminah Aminah nga nalota ekiloto ekyo emirindi mingi nalota nzizeyo Uganda nga sirina sente nga ndi musaba jaja wange olukumi by then I was still in Oman agakatonda mugulu nadayo sente nebanfera nemberanga sirina wade ekikumi obwavu bwanuma. Era wesabire nyoo mukwano
@trishablessing25623 жыл бұрын
Thanks a lot musawo mercy we really appreciate nze naloota nina gyengenze nga walaah naye nenyuka mukifo nga it's like a farm naye nga nsiiko nnyo ekubbo erituuka ku main road nelimbula nebandagirila ewakasajja nga kakade nnyo nenkabuza ekuubo nekangamba tula awo katebe nengana nenkagamba nti nze njagala kundagirila kubo nekajayo ebinuusu nga biliko 200 nayenga biliko ebituli nga ate bikadde nnyo nekabimpa mungalo nemala nembigana awo nekangamba nti kwata elyo ekubo awo nensisimuka
@lathiahlathieh53773 жыл бұрын
Sweetheart wange My darling olyotya honey musawo mercy wange, omu bwati nsaba Allah owekitibwa akuwe omukisa Era akuwangaze🙏🙏🙏🙏🙏
@MANYABINOMUSAWOMERCY3 жыл бұрын
Amen xear
@macbook65073 жыл бұрын
@@MANYABINOMUSAWOMERCY MUSAWO GREETINGS, KITEGEZA KI OKULOTA NGA OBUKA MU BANGA WAGULU NGA EMPUNGU OBA EKINYONYO MU BANGA IT'S NOT THE FIRST TIME AM DREAMING ABOUT IT BUT IT COMES TO ME OFTENLY
@namusisimariam26973 жыл бұрын
Thx dia mkn bwolota abasezi nga bakugoba kyitegeza kyi dear
@رقيهاوغند3 жыл бұрын
Nze ndoota nyo abaana bange benazaala ewa exe wange, ate ndoota nima ekubo, era ndoota nyo ente nga zingoba, empologoma, engo naye nga mbiwangula okureka ente zo zintomera, Nekirala exe wange muloota nyo naye naye nga yansamberedde nga andi wala, oluusi aba yevunise, oluusi nga azze kukyeeyo kubuliri bwange nga ayagala ankwaate mungalo ne gaana, kati awo nga ayambala olugoye lwange atenga naluleka uganda, Nze shifah Nabweteme
Hw a u today musawo mercy God bless you mukwano thanks for the job
@aishauganda29213 жыл бұрын
Thanks dia musawo nze naroota nga omulalu akozesa era nemarirawo amangu ago nenjiwa water kati awo nenva muturo .
@helinx21843 жыл бұрын
😄😄😄😄😄😄😄😄😄😄😄😄
@mulongobabiryescovia35893 жыл бұрын
@@helinx2184 Toseka kituffu 😂😂
@namutebijalia59753 жыл бұрын
Hello musaowo nange nkubbongako, webale tuwereza let me get a seat
@MANYABINOMUSAWOMERCY3 жыл бұрын
hi dear
@jusamlove37563 жыл бұрын
.........thanks so much dia may God bless you
@MANYABINOMUSAWOMERCY3 жыл бұрын
Most welcome 😊
@lutaayashukie1553 жыл бұрын
Nkulamusiza nyo nyabo nze shukuran nalota nga ndimukulunda ne bawange emisota nga mingi nyo nemubuza rwaki tulunda emisota.
@smithjelisky43893 жыл бұрын
Hi musawo ndoota nga tunyumya nemujjange ngatuseeka , ekirara ndoota nyo ngomwami nga ayomba nange atera bwagenda ewamujjawange era nebayomba
@roza32753 жыл бұрын
Good morning ba dear
@roza32753 жыл бұрын
We love you so much mushaho mercy thanks for the good work l wish you the best
@nicknina86323 жыл бұрын
Nze nakula Sarah Nalota nga ndi nemukwano gwange omulenzii ngatulina gyetulaga netubula naye netumala ntuffuna ekubo edungii netusanga abatamivu mukubo nebakuba mukwano wange nagwawansi nzenenkaba nemusitulawo netutanbula nye nga ndaba nga abyeyaga ebyalove Kati netusanga mukwano gwange omulala nankwata kumukono ntugenda mukyibuga olinetumulekayo
@nakayizafaridah89653 жыл бұрын
Mukwano thanks for uploading ♥️♥️ Naloota nga ntambula mukubo naye nga waliwo abaana abawala babiiri nandi mumaaso awo bus nejja netomera abaana naye omu yagwa wabali omulala yasigala wansi mumotoka awo bus needa emabega omwana navayo naye teyaliko bisaago era mu bus mwalimu sister wange na baana abesomero nomusajja eyali avuga nampa ssente ntwale omwana mu dwaliiro (obwenkumi taano bubiri) naye nezimudiza kuba omwana yabade talina bisago ate twali tukyayogera omwana bafulumya ekimonde kati nebasabye ssente ate omusajja yambade coin zabitano nga nyinji.
@mudondomargret30733 жыл бұрын
Naloose nga maama wange nga Ali kumalalo ga muganda wange nga anaba edagala nange nangamba nengamba nengana
@nangobijoan18643 жыл бұрын
Naloota nga nyumya ne mujja wange nga tulikulumbe kyoka tetukwatagana ate nze ndi abroad
@luckyshamix67143 жыл бұрын
Hey musawo I dreamt when I went back to school with my friends
@mirembedory60473 жыл бұрын
Ts bad dream, means kudda mabeega.
@latifahdaquin11053 жыл бұрын
Musawo Mercy good evening dear thanks for the great work your doing But mukwano I commented my dream on the last video but u've not answered me dear 🙏🙏🙏
@tusiimeevalyne50813 жыл бұрын
Good morning musaho narota ngankama ente nekyira nendaba ngafuna piki naye nga eyine enumber emwe f ate nendaba boss wage nga wine kyapa
@charitynabukwasi80743 жыл бұрын
Good morning musawo mercy ,l dreamt when president museveni nga had come to our place and people where many who had come to see him unfortunately me I don't go near the function instead I went looking for meat to cook but whenever I could the butcher I could I found bad meat yet me I liked fatty meat
Nze naroota ngantambula nrngwamumwala naye eyanzijayo samutegela nalaba banzijeeyo bantade kubali naye ngankunkumukako envunyu nga nyinji ate ngandimusikati rnjeru nkyoka ngandaba mulimu bbi namazzi naye ngasitobye nrnzukuka nga bankunkumudeko envunyu.
@hellennabankema4043 жыл бұрын
Thanks musawo and good morning
@abbaabba29573 жыл бұрын
Good morning everyone Nze musawo ndoota nyo nga nzizze nga Uganda naye nga enyumba mwendi kyaffu erimu bbi omukalu ne ngendako ewalala naye nga buli wendaga wakyafu waliwo bbi
@tifahlala33773 жыл бұрын
🙄🙄🙄🙄 maaaaam nga wesimye
@nakabuyeruth67883 жыл бұрын
Thank you so much musawo mercy tusiima bwongerwa mkn May God bless you dear
@stainlessangel39383 жыл бұрын
Thanks musawo mercy for replying to all our dreams. Love you and God bless you💕💕💕😍😍😍
@badagaandrew45053 жыл бұрын
Hallo musawo Mercy Naloota nga ngooba embwa nezolekela mukibila nesigala nga nzigoba nyo neziduka nga bwezikaba mpaka bwezanzinza emisinde nezimbulako mu mukibila genda okwetegeleza nga obudde buwungela nga ndi mumasangangila nenebuza nkwate kubo Kyi, wenazukikila
@mpumwiresimple84043 жыл бұрын
Hi senga nzendota nyonsa omwana womusaja nganukyalawe yamunusulila
@جوالي-د7م3 жыл бұрын
Naloose ngandi nemukwano gwange ngabamukute bamusibye kumpingo nga maama we akaaba nayengakiraga amaze embanga ngakora ebikorobolo nzengandyawo mbatunuride ngasibitegeera
@mahoganysha3 жыл бұрын
Hey musawo mercy Nalota nga ndi ne mukwano gwange Nga nongosa wamu nokugogola omwala Wamu no mukutu gwa amazi/water ago mukinabilo Naye Nga ye talongosa nga nongosa with all my energy
@nicholastukesiga46593 жыл бұрын
Am kushaba nalotanga ndi mu swimming pool naye nga ntademu amagulu gonka.nekirara okulota nga ndi kusomero kindemedeko buri kiro nkirota nkoretya Musaho mercy?
@mosesali51323 жыл бұрын
Thanks alot mukwano..nkwagala nyo nyo.
@MANYABINOMUSAWOMERCY3 жыл бұрын
welcome dear
@namugauyafauzia98463 жыл бұрын
Nze naloose ngazadde omwana ,nbawamuka kyoka nenzirawo ate nendoota nga taata w'omwana wange nga afudde
@mirembesharon81933 жыл бұрын
Good evening musawo marcy nze nalota nga obuwuka bumunyela bunyingide mukundi nobuwuka obulala Bali Bweru bubuli bumunyela bwo nabwejamu obulala Bweru nagamba mama nabujamu
@Emmy-sw2ft3 жыл бұрын
Musawo bolonta nga obalasente nokukalira lomond kitegezakii
@serenakayaga91823 жыл бұрын
Naloota nga ndiku namirembe church nganyambade ebyambalobyabagole ngabyerunyo naye simanyi. Musajjayali a Kuba embaga
Hello musawo mercy okuloota abalongo buli wenebaka ne ba nalongo kitegeeza ki.
@najjembaaishah52963 жыл бұрын
Musawo mukwano webare kuwereeza nze naloose nga ntambuula nga situuka jendaga
@nimtohanifah58653 жыл бұрын
Thank u Musawo
@shadykeiz69783 жыл бұрын
Naloota Kabaka nga atudde waggulu ku muti gwa ovacado kuliko bi keddo ebinene bireebeta naye nga bikyaali bito nga ffe tuli wansi naye nga waliwo abakuba bi keddo ebyo nebamukuba ejjinja mu liiso kyoka nasigala nga akyayaayana naye nga eliiso limuluma era nga limyuuse
@nagwajoan50193 жыл бұрын
Good morning swet mary
@darkal3z4063 жыл бұрын
Namwaya Rosirah thank you so much Musawo Mercy God bless you
@lovelyphiona48523 жыл бұрын
Musawo nze naloota nga omwana wange ngafude nebamuzika nga siliwo bwena dayo nga bamuzika nengenda kumalalalo jebamuzika nenkaba nyo nyo
@lovelyphiona48523 жыл бұрын
Musawo nalota nga nafude nebanzika nengenda ababa bafude jebabela nensangayo abazeyi ngabanji anga boona bakadiye nyo nyo nembagamba nti nnonya jajja wange nebangamba nti nzileyo mbu nkyali mwanamuto bwe ntyo nenzukuka
@lovelyphiona48523 жыл бұрын
Nate nanzemu nendota nga nfa nagenze okuzukuka ngomutima funuma nyo
@lovelyphiona48523 жыл бұрын
Ndota nyo nga ngwa mukyina
@lovelyphiona48523 жыл бұрын
Musawo last night nalose nga nsitude omwa muto nga awantu wendi walinga famu ngate waliwo endimilo limolo wabadewo no musajja nga abaja obutititi nga nina jengenda noyo omwa olwa tuse nendaba amazi ngamanji nga gendina okwambuka kyoka ate bwegambu mumaso waliwo ekyitoogo (olutobazi) nga kyinji nga waliyo nakazikiza nentya oku linya mumazi omyo ngandaba njakubbila kuba nabade nomwana bwentyo ne nzila emabega oli omusajja kyava ambuza inti ngokomyewo nemugamba inti natide amazi kyava ngamba inti obadenga togekubila bwentyo nenzilayo ela nomwana ne ntuka kumazi nate nengatya
Good afternoon musawo antera naroota nga muwaala wa senga wange afumbye ebyenyaaja byabmirudi ebiiri nga mulimu ebiyeebwa in different saucepan one for eggegge and one for emputta kati twari tugenda kutadika okulya awo negugomuka.
@mutesisarah15912 жыл бұрын
Hello Musawo nze nalota nga ndi Mu mazzi amakyafu
@kayejonah8213 жыл бұрын
Okulota nga olinya omuti nga wagulu kumuti waliyo ekintu kyenjagala okujayo wabula nga kumutti kuliko ebisanyi era sagulinya, naye wansi womutti neninya kukisanyi ekyaliwo, wabula nenkyejako kukigere kyange.
@لاتاشااوغندا3 жыл бұрын
Musawo mercy nkulamusiza nyo amanya gange nze nabawanuka prossy ndoota nyo nga ndi mukibira nga ntambula no musajja omudugavu ekirara ndoota nyo nga ndi MU toiret ekirara ndoota nyo nga nga ebibara. Nga emiyembe amenvu emicungwa bulungi kibala nkiroota ekirara ndoota nyo nga nvuga emotoka enjeru olusi enzirugavu olusi nga banjigiriza emotoka
@nakintuaminahug30823 жыл бұрын
Thanks musawo Macy
@nyongyirweirwerosette33403 жыл бұрын
Good morning my dear sweet macy
@murashaeddie12103 жыл бұрын
Musawo Mercy nze Eddie Murasha ntera nyo okolota nga ndi mukyalo munimiro jetwalimira nga omuchere
@jaliranamanya44193 жыл бұрын
Morning to u my dear
@nanserekojoyce72883 жыл бұрын
Musawo naloose nga ndaba ekidiba nga mulimu ebyenyanja nga binji nemala nendaba nga ndi mu kkubo wakati nga neyambudde ndi mukunaaba nga ndi ne muwala wange anfukirira amazzi mugongo,nemala nenyambala ekiteteeyi nga kirungi nengatto nga nnunji
@Emily-ky6iu Жыл бұрын
Thanks musawo mercy ❤
@ayebaleenid53903 жыл бұрын
Hello musawo I Always dream when am fetching water at river or at the well and also dream when Up rooting small mushrooms Thanks
@kirabojoan3103 жыл бұрын
Darling musawo ,nze Joan kirabo,Teranyo okulota ngatambula mukubo then I'mmediately neribura ngadaba esiko enjunde emiti na mayinja amanene gaganjundemu emisota minji naye ngatejiboja ,what does it mean
Hello musawo nze Omwana wange yalwala emeeme yemabega Naye yagaana okuwona kati mwaka mulamba ne kitundu nkozeseza buli dagala Naye bigaanye please help me
Nze byendoota byona mbilabye mu comments thanks musawo
@nanderatopister3963 жыл бұрын
Musawo nze nalota nga Taata wabaana bange nga ngoba misinde nga yagala kunkuba navayo ngatetulina obutakanya
@phiphynakimerathanksdear28733 жыл бұрын
Thanks musaho mercy
@omanmasirah71663 жыл бұрын
Musawo, nze Naloota nga nfunye Olubuto Nomuyimbi owe linya , Naye nga alwegaanyi ela neyekwekwa, Naye nga aba family ye bo tebangoba, Naye bwenali nzilayo ewaffe nalondda amayuni ga bwayise kukubo .
@namuwangoshamie74183 жыл бұрын
Nze ndotanyo nga ntambulila mubisoto olusi mbela muntobazi nomwana wange nomusajja gwe simanyi nayenga mulimu epitambi nga mbilinamu naye nga sigwa oba mukabuyonjo
@agnessnalunga59993 жыл бұрын
Musawo jebaleko naloose nga nzizeeyo jenali mbeera nga ntembeeya ebyenyanja ebibisi mu ngalo naye nga bigwaawo mangu ate nga sibingi
Nze naloose nga nina wendi naye nga bafumbye abafu nelumonde nembagamba nze ebyo sibilya newankubadde njagala nyoo lumonde naye sisobola kubilya ebyo naye nga mpulila ekivundu
@mutesisarah15912 жыл бұрын
Era narota nga abasirikare nga bangomba ate nga nina omwana omusirikare nanfuwa sipure mumaso kati nze nenzibiliza
@shatrahnamakula62263 жыл бұрын
Nalota omusaja gwenazalamu omwana nga tuli ne mum wange ne sis wange nalongo omwami nansaba emere mukasera kekamu mum nambuuza buzibuki bwetulina awo omusaja nasituka najamu esaati ngawagamba aneyambude era amaze nemere yange takyagyagala natambula esaati nagirekawo nagenda nze natambulamu its now a yr naye esawa eno omwana yagamba mufunire tatawe ye siwuwe kyoka they look alike
@komuhendoannet31113 жыл бұрын
Naloose boyfriend wange nga tutambula mukubo nga tuli basanyufu nyo ate nga bwetweraga omukwano mungi naye twakamala emyeezi musanvu tetulabagana.
@halimahqraish13013 жыл бұрын
Hi musawo Nze naloota nga akadali boss wange omukazi ke yampa kano akabasilamu ke ba soma nga kagudde wansi nayenga buli lwe mbera nga akakwatako nga omukono gwange guzitowa ate nga nako kasemberayo oluvanyuma ne kafuka mu ekikere ate nagenze okulaba nga kamotoka Ka baana nga kevuga kajja jendi
@nabiryohasifah643 жыл бұрын
Mukyano gjebaleko nze naloota nga omwami wange agobye nga rinomukanzi omulala nefuluma naye nageda ekuba ngekuba naye ngatono
@nuwamanyaasiinah69193 жыл бұрын
Morning everyone here thnx for watching musawo mercy 💕💕be blessed dia
@nancyjanati83183 жыл бұрын
Good morning musawo mercy I dreamt when am at school and I was sick on drip with unknown disease but our teachers were chasing us with sticks then I fainted on my friend's shoulder. And someone sent for me money but mistakenly on my friends account.