Рет қаралды 102,366
Nga tukyagenda mu maaso n’ebikwata ku mulembe gwa Amin, Ekimu ku bintu Amin byeyasinga okwenyumirizaamu mu biseera by’obukulembeze bwe gaali Magye .
Gano gaasobola okumukuumira mu buyinza okumala emyaka mwenda .
Twogeddeko nabaakolerako mu magye gano nebatubuulira ebirungi n’ebibi ebyagalimu .
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda