Aboluganda Yesu lye kkubo namazima nobulamu,kkiriza olwaleero wetwalire Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo, okulokoka kwa bwerere kuba yatusasulira dda omutango bweyatufiirira Ku musaalaba olwebyonono byaffe dduka ekibi otandike obulamu obupya obwokukola obulungi nokutambulira mu makubo ga Katonda,akkiriza Yesu tegumusinga attakkkiriza gumaze okumusinga, Yesu ayagala abantu fenna okulokoka,wakisa asonyiwa bwewenenya dduka ggeyeena oyingire Eggulu,abange Eggulu lya ddala ne Ggeyeena ya ddala,bonna abamusembeza yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda ,Yesu ali Ku luggi lwomutima gwo akonkona Ggulawo ayingire akulokole tokakanyaza mutima gwo, wetwalire Yesu Kristu okuba omulokozi wobulamu bwo abamwesiga tebaliswazibwa,Mukama akuwe omukisa nga oyatula nakamwako ko nti olokose era ngokkiriza nomutima gwo nti Yesu Kristu ye Mukama ,jangu eri Yesu nga ekiseera tekinayita kuba abange Yesu akomawo mangu okutunona,salawo olwaleero olokoke.Mukama akuwe omukisa mukwano. Soma Okubukurirwa 3:20
@PeterSsali-z5y5 сағат бұрын
Naye abalokole abamu mwagata kati bino byowandise bikwaganilawa nebyegede gasiya 😏😏😏
@kapererobert80095 сағат бұрын
Please ebiigambo byona byoyogede burungi naye tebyetagisa kumuntu ngooyo atanarokoka,ebyo byetaga omuntu nga ategedeko Christi kyeki,oburokozi rugendo, it's like from baby class to top or from p.1 - p.2, kati gwe oyagara omubuuse from p.1- p. 6, which is impossible,she is already confused kati ate byomugamba byabaakuze mu mwoyo,oyagara mutabuura mutwe agwe edaaru? Beeramu gundi?😢
District yamwe yeliko ekizibu..... people in other districts are seriously looking for nurses
@akankundaolivia31716 сағат бұрын
Wano okufuna omulimo omaala kubako kowayo 😅😅
@billfrancisgenesis30205 сағат бұрын
Balanga emirimu nga bagigaba dda
@TendoIrakoze4 сағат бұрын
Kitufu baba bagala sente
@lukianamuli69036 сағат бұрын
Mujje kubwakadaama ne banamwe bajja.
@orishabadoreen19406 сағат бұрын
President m7 told pipo to got get about jobs
@SarTao-re5yw5 сағат бұрын
You can get even in private hospitals if you failed government hospital , you can't rely on one job opportunity 😢😢 pliz wake up my dear , waiting for government jobs you're wasting your time
@balukubenard49074 сағат бұрын
250000, without rent and food
@SarTao-re5yw4 сағат бұрын
@balukubenard4907 she can try but most of the people they wait for government to give them jobs 🥺🥺 me i was working in a drug shop earning 200k , lunch 5k and i was sleeping for free with my kids ,