Ngatutereza Lubaale Owolubereberye,tusoka Kwambaza Muzimu,tuzako okunyigurura,tuza Ko abalongo abatonde awo Netulinda Bulamu,singa Enambiko ze Entuffu aba aba Azisiza.Ndowoza munfunye,ekitali Ekyo tulinde Omutonzi Waffe atukalige nga tumazze okujjibwako omubiri
@ssebitaabawamala68613 жыл бұрын
Ate ba Kinene vs omuzimu? Ani yandisoosse? Anti mugamba nti ebitambo bigaana omuzimu okwogeera nga ate Omuzimu ogwasamiira Lubaale gweguyina okukulembera?
@sylviakalungi56742 жыл бұрын
@@ssebitaabawamala6861 Kyogereko kati oba ekituffu kyeki wabula olemwa okutegeera 🤔 wabula mutubuziza kati
@sylviakalungi56742 жыл бұрын
Wabula kati mutulemye okutegeera 🤔 ate mutugamba tusoke kusamira jukira okusamira oyiwa omusanyi ate ekyokubutonzi tosala kati ekituffu kyeki bakama baffe🤷
@nansubuga123marion65 ай бұрын
Kyogamba temulina ba jaaja mwe babalambike@@sylviakalungi5674
@bossaazizi63812 жыл бұрын
I want to meet u boss
@KawuTv2 жыл бұрын
Am available
@kasiryemartin-ci2cg Жыл бұрын
Webale kulungamya jjaja
@nabukenyabarbra7183 Жыл бұрын
Jjajja webale kusomesa naye omuntu yezuula atya
@ffhhgdgfdg58282 жыл бұрын
Number yo telabika bulungi era obera wa wosangibwa
@Carolpretty-p3y Жыл бұрын
Anti obuzale nobutozi byawukana, naye obutonzi butuluma nyoo
Ate ba Kinene vs omuzimu? Ani yandisoosse? Anti mugamba nti ebitambo bigaana omuzimu okwogeera nga ate Omuzimu ogwasamiira Lubaale gweguyina okukulembera?