mzee Magala nzenange ndi team Hajjati forever ❤❤🥰🙏
@azizabiroribirori86655 күн бұрын
Nange mbwetyo Hadjati mpaka kufa
@ssembalirwamicheal87905 күн бұрын
Ono ye kamala byonna era obwedda gweninze..... Kubanga abalala bagala kugusa byaabwe naye Ono ye Muzeeyi Magala Kitasimbwa ye Mwooyo gwa Gwanga ate Nantamegwa... Maximum respect Banange ❤
@عبداللهالدوسري-ص8ع7غ4 күн бұрын
Okitegera😂😂😂😂
@RashadahNakimbugwe5 күн бұрын
Wama Mzee magala webale kunyimilira na hajjati bambi ❤😂😂😂😂😂😂😅😅😅
@kulisitinandagire52495 күн бұрын
Nze okuvira ddala kuntandikwa yomusango gwa Hajji neHajjat, nakiriziganya ne mzeei Magala nti omusango gunno bagutekamu sente okuguvuluga. And I STAND BY THAT , HAJJATI KEEP STRONG THE TRUTH SHALL PREVAIL.🙏🏾🙏🏾🙏🏾
Nange siraba Hajjati Zuula bwe yavumye ku kinyazala ke ekisiru siru oooh
@NambiJackie-u9m2 күн бұрын
Nze senga wange yali mukyala mulunji nyo yeyakuza napelela mpa weyatusako mbabi ate nga yalitalina nyo bambi I really appreciate nsamba katonda amuwe ekyiwumulo ekyemilembe 😢😢😢😢😢mukwano ❤❤❤❤walii senga asinga mubuli kyimu I really miss u so much
@NishaNisha-s4f4 күн бұрын
Hajjat zuulaa paka Kuffa ❤❤❤❤💪🏻💪🏻💪🏻💪🏻
@nabbosabeldine88854 күн бұрын
Thanks for guiding 😊 Amagezi buggaga tweyanziza nnyo mzei Magala and Bizonto comedy crew👌👌👌
@استهالشمري5 күн бұрын
Wabula muzei magala common sense is so massive interviews ozisombola ❤❤❤❤
@nabuyungogetrude65455 күн бұрын
Sabazonto okyali ku side ya Hajjat??????? Mezeeyi Magala nganvayo ngandagawa?????😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
@SemakulaBelindah5 күн бұрын
Nze nange ku hajjat sikyuka ngako
@christinenaluyange60895 күн бұрын
Hahahahaa naye muzeyi mbu byeyabagambye byona bitufuuuuuu😂
@christinenaluyange60895 күн бұрын
Naye ssabazonto tokisusa nyoo nawe Hajjati tanavuma ku nazalawe , wabula yabade amubuza bubuza nti gwe nga wazala mubasajja munana ekyo sikivumo , it's a question 😂😂
@NzyabakePerez-eq9rx4 күн бұрын
True wama coz they're saying that she produce in every man😮😮😮
@sophiesofys93322 күн бұрын
Musaja mukulu bambi mugezi nyo😂
@barbarakay315 күн бұрын
Well said Mzeei Magala... People hate the Truth. Respect goes both ways. That's the bitter Truth. May God/Allah protect Hajat.
@social25905 күн бұрын
Team hajjat❤.thanks muzei magala
@norahbayigga31494 күн бұрын
Mwasuze mutya kumutala guno❤ Kojja wange Magala Tazibwawo nkulamusiza ssebo ❤❤❤Ssabazonto webale nnyo okutuwereeza much ♥️ ❤️ kasita olaba Full Figer nga aleese ennyindo eyo nguzi eterina kubuusa buusa 😮😮😮😮😮😮😮
Mzeei Magala ogye otukolereyo academy.. Osomese abasiru mugwanga. Tuyinza okufunako emirembe banange. Hajjati Zulah's case made me realise nga bwetuli bubi mu uganda Lot's of injustices atte abasiru bangi nyo
@nakandistacy7725 күн бұрын
Wama babuze bamuyita kasiru
@VivianeFe-tm5tv4 күн бұрын
Muzeei oli nkukitufu leero nange team hajjati😂😂
@kobugabeelizabeth36574 күн бұрын
Thumbs to mzee
@NabiryeHarriet-v1c4 күн бұрын
Banange Mzee magala neyogede okwagala timu Nisha and hajjat zulah mbalamusizako
@luukaboys18795 күн бұрын
God bless you Mzee Magala 😂😂onkoze bulungi nyo sabula banaalukalala bogera nyo oyinza Olowoza balaba ku Mubaka wabwe omufere😅😅😅
@ireneshakira75775 күн бұрын
🤣🤣🤣🤣bagenda okunyiiga naye nga ate kituufu banalukalala.
Mukwano kyitufu Hadjati ayise mu bingi nyoo strong Wamen
@Winniemuwonge-k4w4 күн бұрын
Nze ku musango gwa Hajjat kwenategeredde nti bana Uganda ebitundu kinaana ku kikumi tebategeera era m7akyatufuga nnyo banange kuba abantu basiru nekintu ekirabwa muzibe bbo tebakiraba
@suzannabirye92925 күн бұрын
Mr magala olemwa 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
@nakasirrose56472 күн бұрын
Mzee Magala oliwatabunyo nkwagadde
@ShidahFlower4 күн бұрын
Mbagira gwe Muzeeyi Magala team Hajjat nga bulijjo 😊
@NalugwaOlivergiven5 күн бұрын
Ssabazonto atidde omusota😂😂😂 omutima talina Kati 😂😂
@zuraikahussein62264 күн бұрын
Nze ne Hajjati zurah my name sek tulituti✌ kagwake ketonye wama muzeyi magala webare kwogera mazima nze ndimusilamu naye abasajjabo basika webalinokoma kyoka nomuntu gwebogerako tebamumanyi
@peterssali52285 күн бұрын
Muzei magala nze ndimudiniyo ssebo 😄
@ireneshakira75775 күн бұрын
Nange sijevuma empade emirembe 🤣
@peterssali52285 күн бұрын
@ireneshakira7577 nze nange
@rosembogga5 күн бұрын
Ddini kyi banange
@ireneshakira75775 күн бұрын
@@rosembogga obuwangwa ne nnono
@rosembogga5 күн бұрын
@ireneshakira7577 nange mu nteekemu ate ndi na mulongo😂
@mariabasirika41515 күн бұрын
Thanks Zonto nange mbadde saagala mboozi ya sefuliya ekome, now waiting for next time,EAGERLY😅
Who else is here coz of Tiktok😊😊😊, nze wabula nzize wano neyongeze Mwami Magala kubanga naange siva ku side Ya Hajjati Zuula
@rinahkayz95085 күн бұрын
At first salina side naye Nange abavuuma nga hajjati Zulah bebandeteera okumwagala n'obutava ku side yye thanks Mzee Magala for being more observant. Kit Kitone oba adda ku side eri tewali buzibu cz we all know that they're paid.
@rosembogga5 күн бұрын
From day 1 i was team Hajjat , cz am a mother of girls , sagala kintu kyonna kutuuka ku mwana muwala nga si yye yesalidde wo.
@rinahkayz95085 күн бұрын
Emboozi yokunona entamu e Makindye yali enziise he narrated it on Uganda Byogere😂😂😂 patiently waiting!!
@ireneshakira75775 күн бұрын
Ono mzee magala talina mbozi etasesa,mbu yakoma okufuka ku myaka abiri (20)🤣🤣🤣
@josephinesendi33095 күн бұрын
Hahaha muzeyi magala webale webale nyo kunsonga ya hajjat kubawooo nyo awo zonto thanks for the show ❤❤😂
@nakandistacy7725 күн бұрын
Ate muzeyi magala neyongedde okwagala team hajjati
@rosembogga5 күн бұрын
Oyo girl child kwafiira always 😂😂😂
@RashadahNakimbugwe5 күн бұрын
Nange mukwano 😂😂
@nakandistacy7725 күн бұрын
@@rosembogga ate ngojeko ekyo byayogera byamagezi
@nakandistacy7725 күн бұрын
@@RashadahNakimbugwe Bo Bali bagala bavole omukazi ngasirise
@rosembogga5 күн бұрын
@@nakandistacy772 kituufu
@MargaretNalweyiso4 күн бұрын
Hajjati Zurah , mwana wa maama kyokoze Social media kiyitirivu... Nga owande bantu mirimu. Buli omu ayagera ku queen waffe Hajjati Zurah, Allah akuwe kyosiga okwagala. Nisha must get her rights. Hajji yayonona obulamu bwomwana oyo. Bambi nemukazzi wattu Zurah ali kubuzibu. Hajji yabikula obukyala bwa Hajjati ate nemuwalawe Nisha namubikula ekimuli. Kano akasajja kajjozi
Yamukozesa ate nabakyala mbewunya, wen u look at fulfigure azala naye wanonawali, hajat is fighting for her daughter naye befula abatabimanyi ate nga binji
@JanatKawooya325 күн бұрын
Ate twetaaga justice ya Nisha
@fatima7abwooli5 күн бұрын
Mzee magala🥰🥰🥰
@AdamSsenoga5 күн бұрын
Nange ndi mudiini ya muzei magala
@nakateannet13314 күн бұрын
Muzeyi magala Oli mutuffu nze jjaja wange azala maama Bali bamuyita Namakula nga mukuluwe ye Nabukalu,bafumbirwa omusaja omu nayenga kyava Ku mutto okukyala ewamukuluwe nayagala bawamugandawe nafuna olubuto lwa maama wange,era jjajawange yeyali mukyala mutto, Naye okuffa kwa jjajawange kwava kubaana bamukuluwe,nange ngamba kyilunji aboluganda abawala buli omu obutaberanga nga bakyala mumaka nga Baganda babwe
@SsagalabayombaPaul5 күн бұрын
Big up guys!
@JannatKyeyune3 күн бұрын
Ku muzei magala mbawo nnyo
@Gg-yu4qi5 күн бұрын
Mariam ATI muzei magala😅😅😅
@namatovusulainah35614 күн бұрын
Nange ku hajati kwesiva
@NalugwaOlivergiven5 күн бұрын
Naye muzeeyi kati bwemba nze nkyasoma😂
@azizabiroribirori86655 күн бұрын
Thank you so much taa ❤❤❤❤❤🎉
@naluwaggaoliver33084 күн бұрын
Team Hajjat
@nakandistacy7725 күн бұрын
Ekitufu lwakuba ba Nsereko bekaza naye bakimanyi hajji yalya omwana wamune naye galiwo kugulirira kuba ne gu full figure court esembayo bali ku sure nti hajji alina ofuna bail ate ne Nalongo tanava ku hajjati just yamulese akole byayagala ngo muntu
@MargaretNalweyiso4 күн бұрын
Banalukalala............Hahaha. Bu banandini !!!!!!!!!!!!!!!! Omusajja eyali omusiramu ngava South Arab yasse abazungu nga bagula ebintu ku katale ka christmas. Ati yagenda bu okwejja mubusiramu ngamaze nokufuka nalukalala. Banange mwegedereze ba Naluwali. Ono eyase abazungu abande yekalakasa mu Internet. Oyo omutemu ayavuze emotoka mukatale natta abantu yali musiramu
@NantongoNoelln-t4w4 күн бұрын
Wama bamuvuma nnyo omukyala Bambi justice for Nisha
@edithm79643 күн бұрын
Ssabazonto nawe tulekemu Hajati tanavuma muntun'omu. Buli kyeyayogedde yabadde agamba" bama Sheikh abamu mundeke" ate nga ekyo kituufu kubanga ate bbo beb'akola ebisinga mu musango gwe. Mpozzi kyeyayogedde kunyazalawe kyenyinza okulabamu.
@lilbobi23475 күн бұрын
Kyabutonde naffe aba Congo🇨🇩 it’s bad the young to get married before the elder sister
@MubandaMuzinguNteyafaFW5 күн бұрын
Aggabozi ga zula ne hajji gantama banange naye mugatusibyeko
@SemakulaBelindah5 күн бұрын
Oliwakyamu😂😂😂😂
@EstherPreist4 күн бұрын
Banazala abakajanjja twakowa era tebalina kyebatugamba
@SumyahMohammed5 күн бұрын
Team hajjat
@JanatKawooya325 күн бұрын
4life 😂❤
@Nuweampairemukamasarahamooti4 күн бұрын
Team Hajjat know matter what ❤😢
@SmilingAnacondaSnake-ry7gj5 күн бұрын
Thanks muzeyi magala
@MargaretNalweyiso4 күн бұрын
Mzeyi Magala omwana omuwala eyeyabulira sezala we naye yali muzukulu wa Ndugwa.???? Kati nange kanetegeke . Ekyo kisanyusiza nnyo. Lwandugwa lwa katende......bwopa akawala ako..
obwavu nogatako nokubulwa amagazi amazaale kyekibonyanbonya obumpowooko obwo wama muzeyi magala oli mutufu nze ku hajati kwenfira era nkakasa amazima bwona bagamanyi
@bambo26315 күн бұрын
Ndi mabega wamuzeei magala kkumi kukinakyo
@olivianalumu84245 күн бұрын
team hajjat forever
@AishaNantambi-j3t5 күн бұрын
Kituufu nyo era nga asavanyo mwawukane
@TramatStellah5 күн бұрын
Muzie magala can confuse us mbu tavuna muntu. Naye nga muvumi mulungi😅😅. Naye ebwo obwo omwana omuto taleka mukulu kulujja doesn't work these days. Nze my young sis yavubelwa wen I was in my senior five coz she got pregnant be4 finishing skool😅😅
@social25905 күн бұрын
Wonyigiriza nyo enyindonogireta omusayi.hajjat omumanyi nyo ogambe nti muvumi murungi.nawe abantu basusa .they provoke alot.osirika nolemwa.ate wosirika nebalowoza totegera.hajjat si muvumi but she was provoked newokola empisa nga waaa..