Namukyawa Nabaana Benamuzaalamu Nembakyayiramu

  Рет қаралды 3,986

Ssozi Mo

Ssozi Mo

Күн бұрын

Пікірлер: 131
@olivianabalamba9450
@olivianabalamba9450 9 күн бұрын
Bigup to my mother coz she always says that omuzukulu w'omwana omuwala yemuzukulu dala coz oyo aba muzukuluwo by all means but omuzukulu w'omwana omulenzi essawa gonna maama we akyayinza okwekyusa omwana namugaba ewalala ngayali yamusiba mutabani wo so for her,she values all her bazukulu the same tabasosola
@KetMila
@KetMila 4 күн бұрын
Nze nabaana bange tuli 🤞🤞 omusajja tobulira, omusajja obudde bwonna akulekaawo naye abaana bbo kiba kizibu nnyo okulekaawo
@atwiinemollen6380
@atwiinemollen6380 9 күн бұрын
The way i love my children 😮,sis tonkyawa baana bo
@GraisZxcv
@GraisZxcv 9 күн бұрын
My dear please don't judge her these men they are the one's who make us to change our behaviors me I will never judge any lady if you have never been beaten a men snake 🐍 you will never know why she did so 😢😢😢😢
@NUNUwaYINU
@NUNUwaYINU 9 күн бұрын
Kyangu okugwa mu love naye kizibu ojivamu in Mr sozi mo voice
@angelmonica9220
@angelmonica9220 9 күн бұрын
Ssozimo family members nze ngulubye na'baana nga nebwebaba wabwe mbalabirira kati yesawa nange ndabe kumanyi gange gonna wengatade era nsaba mukama katonda abampere omukisa bambi this year emisomo tugikuba oluku mumutwe in shaa Allah yarabi 🤲🤲🧎‍♀️
@mukisaviolafaith5245
@mukisaviolafaith5245 9 күн бұрын
Wow their at university
@shamsamuslimah6957
@shamsamuslimah6957 8 күн бұрын
Nze nabange nguluba nabo Alhamdulillah the boy is going to sit s4 this year In shaa Allah
@VickyFlorence
@VickyFlorence 8 күн бұрын
Wawoo nice 👍👍👍👍
@peninancy30
@peninancy30 9 күн бұрын
Naye bano abantu balowoozezza kubigambo byebewereza kulwa baana.😢
@Munilfrank
@Munilfrank 5 күн бұрын
Abaana bano bwenafunamu kukasente kekyeyo oba obusungu babujawa.
@RuthieLucy
@RuthieLucy 9 күн бұрын
Nga tukatandikidde mu maanyi 😮 Bannange 😢😢😢obusungu buno tebuyamba naddala nga mulina abaana 😢 Bambi nedda 😢😢musaasire abaana bammwe 😢you can sit on the round table nemusolvinga ensonga zino 😢nebwemutaddingana naye nemusigaza enkolagana ku lwa baana bemulina, sister waffe nsaba okkakkane mukwaano 😢Kituufu omusajja alina obunafu naye ate totuukawo kuwandiika message bweetyo nga tolowoozezza baana bo 😢 I swear kino okisaliddewo mu busungu sister 😢without knowing that you’re going to regret 😢omusiru takusiiga busiru mukwaano kino kijje kunze nti one time one day you will need those kids 😢
@mrymnabisubi8755
@mrymnabisubi8755 9 күн бұрын
Sister mukwano okisusizza banange omutima gwobuzadde olaba nze boy child talina kyampa Naye nasalawo kusirika na mulaba bulabi banange nze nsirika ninga gwe🙆‍♂️ bwekisuka nsooka nenkuleka mu relationship wekka ekiseera bwekituuka sisibula ate siwoza khalas🙌🙌🙌
@RuthieLucy
@RuthieLucy 8 күн бұрын
@@mrymnabisubi8755okitegeera 😢😢naffe twaasirika 😢
@nabyongaalice2962
@nabyongaalice2962 6 күн бұрын
Kitufu nyo
@Rose-t6z5h
@Rose-t6z5h 8 күн бұрын
That's why I can't go back 😢😢😢
@MummyAbdullah-i1q
@MummyAbdullah-i1q 9 күн бұрын
Tokyawa banana bo 😢😢 naye omusajja mwesonyiwe tomudira
@nasasiratracy6563
@nasasiratracy6563 9 күн бұрын
Banaye bino sibyangu😢😢😢nze omusajja tasobola kunkyaya bana bange😢 sister byona bikole naye kubana tokigeza😢
@hafuswananyombi8777
@hafuswananyombi8777 9 күн бұрын
Oyo omusaja wegange kubanga omusaja aluwoza okuloga akuze emabege ekyo kisilani
@marumak6405
@marumak6405 9 күн бұрын
Ayi mukama eyo embala entusa okukyawa abana bange mukama jinkingirize, i thank you Mr sozi for the show because we learn more on this platform may God bless you 🙏🙏🙏
@kitayimbwarobert4983
@kitayimbwarobert4983 9 күн бұрын
Ekyo kituufu ate era kiva kubazadde baffe oba bajjajjaffe nti oluusi baba balina abaabanyiiza nebakyaawa ekika kyonna Kati nze neddira Nkima maama wa Mmamba buli omu akimanyi nti ebyo by'ebika ebinkakatako obutabiwasamu naye Kati essaawa Eno omuwala nebwoba walungiwa noboobera nga nebwebakunnyika mu pipa y'amata nebaganywa nga weddira Mbogo ssikukombako ate era ekyo kijja kuba kityo ku baana baffe nabazzukulu
@olivianamwanga810
@olivianamwanga810 8 күн бұрын
Vakumusajja ajakuta just weteleze mubyenfuna ojakujayo abaana bo with time
@carolwatsemba6412
@carolwatsemba6412 9 күн бұрын
You're a mother please don't give up 😢😢😢😢 i did get a chance to grow up with my mother 😢😢
@carolwatsemba6412
@carolwatsemba6412 9 күн бұрын
Amen 🎉🎉🎉
@jalianabiira9404
@jalianabiira9404 9 күн бұрын
Asalamu-alyekum warahamathulahi wabarakathuhu Banange ayi mukama katonda sasira muganda waffe kubanga obulumi alina bungi yarabi, kuba fee abakazi kizibu kukyawa banabafe naye olaba kirikiti obulumi bungi nyo kanyabo kamama be strong live the man but always forgiving is divine mukwano 🙏🙏🙏🙏
@MariamNakacwa-rx6fl
@MariamNakacwa-rx6fl 9 күн бұрын
Mukwano sibyangu naye abaana banje mubintu byamwe obusungu bunji naye omusajja mwesonyiwe otunurire abaana boo Nze munsi tewari kyoyinza kuvuma nekinuma kubanga omusajja yavuma byona nebbigwayo naye namwesonyiwa nabaana mbasomeseza yakajukira okuwerera
@NamierembeAnnet
@NamierembeAnnet 9 күн бұрын
Mukwano sister wasalidde musungu okukyawa abaana kimbi nnyo omwami nebweyandimbadde Nga kunyiziza tewandikyanye baanabwo olamba ffeee bamu twakyawa abasajja nanye tukyalina baana baffee twasingazza Mukwano ggwa baana baffee
@dameve6697
@dameve6697 9 күн бұрын
OLABA YAKUTUGA NGA LULI NGA TONALINYA NYONYI😂 BWODAYO AJJA KUTA BUSI SIKULIMBA😂
@aishakyobutungi4746
@aishakyobutungi4746 9 күн бұрын
Kogera nga Ex wange embwa eyo nebwenjijukira olutiko lunjika kamanyira nako bwekatyo bwekanjasamira
@VickyFlorence
@VickyFlorence 8 күн бұрын
Good evening to you mr mo naye sister abaana tebayina musango ate ekyilara musayi gwo okyitegera mkn❤byebyo
@mukisaviolafaith5245
@mukisaviolafaith5245 9 күн бұрын
Ntuse nalulungi wakuno owekitalo nalumaga CEO 2025❤❤❤
@RuthieLucy
@RuthieLucy 9 күн бұрын
😊😊❤❤
@Promise-s3i
@Promise-s3i 9 күн бұрын
Tukusanyukiddde in honor 😂
@mukisaviolafaith5245
@mukisaviolafaith5245 9 күн бұрын
@@Promise-s3i Nange nkusanyukide
@hafuswananyombi8777
@hafuswananyombi8777 9 күн бұрын
Oyo omusaja mwesegere Dara ayinza nokukuta oyo ayagara nkukusilanya
@hafuswananyombi8777
@hafuswananyombi8777 9 күн бұрын
Ate abàna Baba baza musangoki kili kyendakyo nawe
@NakaGolo-e8o
@NakaGolo-e8o 9 күн бұрын
Ya Allah 😢😢😢naye banange 😢
@Rebecca-c3y8d
@Rebecca-c3y8d 9 күн бұрын
😢nze my kid is my priority ❤ mukwano byona bukole naye abaana tebalina musango maama tobateka munsonga zamwe just no abassaja tebagala bayitako ate abamu tebagala mukazi alinamu kasente 😂😢naye bambi tokyawa baana bo omusajja muleke naye abaana bagale🙏
@nabachwamary836
@nabachwamary836 9 күн бұрын
Ensonga za sister zetaagamu abazadde baabwe from all sides
@NassoziSlyivia
@NassoziSlyivia 9 күн бұрын
Banange bano twetaga okubawuliliza bona please Mr sozi
@primrosete5223
@primrosete5223 9 күн бұрын
Omwana akuula nga talina kwagala obulamu busumbuwa nekilala twewale okuyogera nga tulina obusungu sister abaan okyabetaga bambi
@RuthieLucy
@RuthieLucy 9 күн бұрын
Nga tukatandikidde mu maanyi 😅😅
@mukisaviolafaith5245
@mukisaviolafaith5245 9 күн бұрын
😂😂😂😂
@JosephSserunjogi-gk4vx
@JosephSserunjogi-gk4vx 9 күн бұрын
Omusaja mureke nanye tokyawa banana.
@Nakabuyeesther6610
@Nakabuyeesther6610 9 күн бұрын
Banange I love my kids as I love my self
@nracheal4135
@nracheal4135 6 күн бұрын
😢😢😢😢 Kiba nnyo kyatuuka kwekyo....naye sister kakasa ensaalawo yo, wezimbe obudde bubayambe mwenna mukakkane kulwaabaana
@nabachwamary836
@nabachwamary836 9 күн бұрын
Bamaama amateeka gokunyika gabakkiriza naye temugatta baana abatabatuma kubazaala mu busungu bwammwe🎉🎉🎉🎉🎉 MAY GOD GUIDE YOU ♥️ SISTER
@NakatoGrace-tg1ml
@NakatoGrace-tg1ml 9 күн бұрын
Banange nze I can't live without my kids
@primrosete5223
@primrosete5223 9 күн бұрын
Obatada mubufumbo kusalawo kwo nyabo naye tokyawa baana bo
@jacquelinemelishaola1944
@jacquelinemelishaola1944 9 күн бұрын
Naye Mr.sozi walai singa Kiba kisoboka twandikozeeyo ka group Kuba amazima aaa tusilikira binji,ono omukyara alinga nze nze ninga atalina baana naye ekinuma omusajja okugamba mbu todangamu kulaba baana bange kyoka nga basalt kyenda kyange sikyamusajja banange mpulira obulumi naye nange nakamura emyaka mukaaga esaudi naye segomba kuda uganda kulwomusajja Kuba mpulira sagara nakumutunurako walai kyoka family yange enuma Kuba bambi bbo bagara kundabako bambi aaa ensi sinyangu bamikwano
@asak3290
@asak3290 9 күн бұрын
Kati olwo abaana bafune omulara abazara kyokagwe era basigara babogwe gwenyinibo ekilungi okimanyi nti wabamuzaramu✍️✍️✍️✍️👯👯👯👯👯
@tash7841
@tash7841 9 күн бұрын
Kati abaana bakukolaki nawe onoonya okusirana
@reginahnagawa3977
@reginahnagawa3977 9 күн бұрын
Sekono tawanyisibwa mukwano 🤝
@muhasaemmanuel7673
@muhasaemmanuel7673 9 күн бұрын
You can leave a man but your children must be your priority
@primrosete5223
@primrosete5223 9 күн бұрын
Mr ssozi obufumbo nga buzibu 😭 ebigambo nga bikambwe kiki
@jamieemie1446
@jamieemie1446 9 күн бұрын
Mr Ssozi, nsaba otugambirko ba bulaaza,abalina endowooza yeemu nti omukazi eyeewana nga bwebalowooza nti sente,omulinda nga ziweddewo,mungeri ya ekiyita waggulu otega wansi empuungu telya bire,mukwano it's right wrong, mu either way, omukazi tomusuubira okukakkana nga before yeeyali akukaluubirira dear,abakakkana, obeera waliwo nga omulabirira kati nga aweddemu najjukira nti naye gundi yandabiriraanga rwaki siddayo neneetoonda,beebo booraba nga ajjidde kumaviivi. Ebilala obyogedde nsuubira babitedde bulungi thank you so much big bro🙏🏻🙏🏻
@JoodYousuf
@JoodYousuf 9 күн бұрын
Ekyo mr.Ssozi kyayogerako.kituufu abakazi bekyuusa nga balese.abasajja euganda. Enze ekirungi nava.eug nga siyina musajja ate siyina wade ow'oluganda antademu.sente😂😂naye kati musajja ggwe kunkubuuze mukaziwo gwoyagala ennyo omusindika otya kukyeeyo agende okukolerere otandike.n'okumusaba buli.kimu kitegeza tokyali.musajja kuba obuvunanyibwa wabweyambula.nobumukwasa
@sulainakenge6123
@sulainakenge6123 7 күн бұрын
Sister jukila nga aboo abaana babo please tobalekelela and my fellow women toyogelera musajja bisingovu nga okyali kudungu bajja bbasula edalu hoo no matter what situation u passed through with him when still at home
@lailahnakidde4135
@lailahnakidde4135 9 күн бұрын
Mr. Moses yamba ku sister oyo bambi akuganye sente agule poloti ye azimbile abaana be adeyo abere na baana be. Tadila musajjayo
@hafuswananyombi8777
@hafuswananyombi8777 9 күн бұрын
Nze teli musaja alinkyayisa mbu basaja wetweta nga ngenda tekingana kufuna mulala so mpaka wofuna omulunji oyo takukyayisa musaja mulala oliguna akuwumuza ememe
@kuhirwamargret-6509
@kuhirwamargret-6509 9 күн бұрын
Mr ssozi morning but men don't think that we are the same abangada bagaba nti omulya mababa abalaomu navumanganya fana
@Alqozx-o5p
@Alqozx-o5p 9 күн бұрын
Obussajja obwavu bubaaa nefugabi
@beninabrenda1636
@beninabrenda1636 9 күн бұрын
Good morning sozi mo family ❤️ ❤❤
@namatovuhanifa3517
@namatovuhanifa3517 9 күн бұрын
Naye oba nze musiru simanyi kubanga omuntu gwemba navira simanyi oba nsobola okudda emabega sister wakola ensobi Nene okuda ewomusajja ngate wali already olabye embeera zze nze ebyo sibigumira kubanga biba bikalubye ebirimu okukuba nedda
@hafuswananyombi8777
@hafuswananyombi8777 9 күн бұрын
Me too sisobola
@kellykelly6798
@kellykelly6798 8 күн бұрын
​@@hafuswananyombi8777 Nga ovuddee kunsobi akimanyi yalinya mumazzi ate kati era gayagala okudamu .. omuntu atakyuke era abera tajja kukyuka jst girl child yebuza magezi
@joannekeith7694
@joannekeith7694 9 күн бұрын
Elyo efuga bi lya kitange yenyini bo bakazi be a bakuba kuba ate era atuga butuzi simanyi ono maama wange omuto nga simanyi 😅😅😅🤔🤔
@namazifaithfaith9151
@namazifaithfaith9151 9 күн бұрын
Truthfully
@namatovuhanifa3517
@namatovuhanifa3517 9 күн бұрын
Good morning how are you bro ssozi thank you for updating and comforting our broken heart may the almighty Allah bless you mazima
@mummyprince2309
@mummyprince2309 9 күн бұрын
Sis kyaawa musajja naye abaana bo tobakyaawa bambi😢
@Catherinemnsereko
@Catherinemnsereko 8 күн бұрын
Okyaawa otya abaana abatalina kyebakukoze..? Olinga atute embuzi ku ttale ate nogikuba kubanga eri kuttale..😢 Abaana mwembi mubajje munyombo zamwe, ssibebabatuma okwegata, era sibebabawula. Ensi ekyuuka era nefuunda, fubanyo okuteeka amagezi mubyoyogera nebyokola. Ensi tekungulwa; okalya dda kadda dda.
@Recheal355
@Recheal355 9 күн бұрын
For the sake of your kids mukwano guma tobavamu ,omanyi bali kuki esawa zino 😢bambi
@LizFavour-ws5dy
@LizFavour-ws5dy 9 күн бұрын
Don't hate your kids sis and you will found a good man he's there may God heal your heart
@namusobyaolivia5077
@namusobyaolivia5077 9 күн бұрын
Enyonyi ekeze 😀🙂🙂
@mukisaviolafaith5245
@mukisaviolafaith5245 9 күн бұрын
Yelya ensil8nganyi😂😂
@RachealRANNY
@RachealRANNY 9 күн бұрын
Jesus christ on a wooden bike 😢 let's the story begin😢😢
@Alqozx-o5p
@Alqozx-o5p 9 күн бұрын
Good morning ssozi mo family
@aishakyobutungi4746
@aishakyobutungi4746 9 күн бұрын
Emyaka asatu ngomusajja akyakuba 😂😂😂😂nze simanyi wano atya ,atayagala kubwa musajja nkubamu akafananyi nga emisana ankubye ekiro nosaba akasolo.awo tolinawo mirembe todayo mukwano
@namusobyaolivia5077
@namusobyaolivia5077 9 күн бұрын
Tetuganye nfena batukwana naye olina omuwa amateka jukila webakugomba namanya lwakoma okukubila abo bakukwana olina wotunde.
@sharomauthor8536
@sharomauthor8536 9 күн бұрын
Bakazi nabasajja byonna mubikolenga naye muje nga abaana munsonga zamwe abaana tufuna obukyaayi eli mwe ela nkusaba tokyaawa baana bo mukwaano
@rashidahshalom
@rashidahshalom 9 күн бұрын
Sister omusajja mukyaawe nga bwosobola kuba siggwe omuzaala naye Abaana bewajja kukyenda kyo tobayingiza munsonga zammwe abakulu. Tokyaawa baana bo bakwetaaga era olina obalabanga.
@angelmonica9220
@angelmonica9220 9 күн бұрын
Ate abaana balina musango ki mkn❓🙄labirira abaana bo mukyala vva mukyejjo🙏🙏
@jalianabiira9404
@jalianabiira9404 9 күн бұрын
Banange you both crossed the limits there's some words we can keep to ourselves especially ngatulinab kids wamu, but no matter what sister keep yo kids love they shall look for you ngabakuze inshallah
@RehemahKaitesi-ih1yf
@RehemahKaitesi-ih1yf 9 күн бұрын
😂😂😂😂abasajja bayivu bantu bange😂😂😂😂mine told me I'm seeing some elements in you to travel naye wogendela webigwela 😮
@janet8854
@janet8854 9 күн бұрын
Sister zukuka bwoba webase togelegeza oyo si muntu, akoze bingi ebibi kugwe oyagala akutte oyo akutuga nokutuga(oba nze musilu oba ndi mutiitiizi bino si bisobola)mwesonyiwe kuba ekyeeyo kyo paka kuwulila bubi oteleeze obulamu bwo nga gwe
@joancissynanziri4438
@joancissynanziri4438 9 күн бұрын
Good morning family
@mariamn624
@mariamn624 9 күн бұрын
Good morning family 💙
@angelmonica9220
@angelmonica9220 9 күн бұрын
Good morning dear ssozimo family members 🙏
@dlookwi9156
@dlookwi9156 8 күн бұрын
Sister Munange vva mukwelogoza bali abaana ba bbo bakutuka ku kyenda kyo ate baluma gwe ssi musajja. Bali abaana musaayi gwo it’s your fresh and blood. You can’t give up on your children like that. Those kids need you Nyabo and just know gwe asobola obalwanirira bo bali helpless. Ekirala kyolina okumanya that man is brainwashing them kati abagamba nti gwe oli mubi wabalekawo tobagala. Please wake up and do all it takes to be in the life of your children Nyabo. Bangi abasajja betwazalamu batukola ebitagambika but we have never given up on our kids because of their dads wrong deeds. The kids are very innocent they don’t deserve that nyabo and they never chose you to be their parents so think twice.
@primrosete5223
@primrosete5223 9 күн бұрын
Sister abaana tebayina musango bambi abaan bebo ddala munange abaan bo bagale
@reginahnagawa3977
@reginahnagawa3977 9 күн бұрын
Wabula sister tokyawa banana mukwano ela taata wabaana kimulatilize nti abaana abo tebalina nyabwe mulala.
@NakateJovia001
@NakateJovia001 9 күн бұрын
Wabula mukama mbu future ojagazaki..!!! really,what a such qn lyk that ?!😂😂naye kale bantu mwe mutukoze bintu naye mukama abasasire, sorry sis naye bambi abaana tobaccawa ffena bwetutyo mkno 😢
@JoodYousuf
@JoodYousuf 9 күн бұрын
Omwana ono ow'obulenzi empisa ntono tayina bambi ate aliko.abakuma omuliro nga mwemuli.Nazalimba nebamulamu ate n'okuloga.basobola okuloga.😂Enze obuze.bwa nazalimba bwempulide tebwawukona nnyo n'obwa.Ex nazalimba wange
@primrosete5223
@primrosete5223 9 күн бұрын
Ekyokuba nga ekika kyo tekifumba nakyabwe kisoboka okuba nga jjava kubujjajabwe nga waliwo eyakibagamba nti tebafimbirwanga
@DorothyNamuddu
@DorothyNamuddu 9 күн бұрын
Future ojagazaki?? Awo wenkomye okutegeela
@NansubugaShadiah
@NansubugaShadiah 9 күн бұрын
Asaalam alaikum
@ROBINAH256
@ROBINAH256 9 күн бұрын
Naye omusajja akuuba nedda nedda.
@namulemesandrellah-ct2yq
@namulemesandrellah-ct2yq 9 күн бұрын
Good morning ssozi mo family
@namatovuhanifa3517
@namatovuhanifa3517 9 күн бұрын
Naye banange batabani bafalawo mpulira nga nabakuta , naye nabazadde baffe balina ensobi Nene kubanga omuntu olina okutuza abaana nobagamba amazima ,nze now am struggling with my kids naye the man is trying to look for me naye tayina wanzija
@kingluis.3382
@kingluis.3382 8 күн бұрын
Mukulu Ssozi I would humbly request you to join two parents together obabuulirire ko bado ole okujja ya bakuwe abaana babwe. In general, omukyala yali mugumu Ikiriza nnyo, olaba a tuuka no kumugamba wakiri kabakuze abaana omusajja yagaana.
@jacquelinemelishaola1944
@jacquelinemelishaola1944 9 күн бұрын
Nakyejjwe wamwe ntuuse anti team repeat
@jowelianamyalo8017
@jowelianamyalo8017 9 күн бұрын
Please sister don’t stop loving your children but leave that man work hard and save your money don’t go back to that man
@AnnetDeborah
@AnnetDeborah 9 күн бұрын
Sister obusajja obulala bukusigudde beera ne taata wabaana bo mangu nze Debbie nze nkulagidde
@nampiimajenina4804
@nampiimajenina4804 9 күн бұрын
Omuntu akyawa ekyenda kye, nze mwewunya era mutemu ,era talina munsi gwaliyagala era aliba yerimba. Era mukazi munafe nkutidde .😳😳
@jamieemie1446
@jamieemie1446 9 күн бұрын
Abaaangeee Aani afuga batabani ba gundi ekika bwekiti mu Uganda yaffe😢😢😢😢🤔🤔🤔🤔 Naye obadde okimanyi nti buli story ejja wano,mbeera njirinako akakuku😂😂😂😂nga ojjeko vanilla vanilla yeruusaalemu yerusaaremu🤔🤔🤔🤔
@Bulangenddd
@Bulangenddd 9 күн бұрын
Wabuula love is total madness and incidents occur in different universe degrees. Daughter, many times people say things they regret because one can say that this is not your child to the real father in a rage. Certain things were not to be mentioned because you have children with your partner. Kati ffeno bakawundo kakubye edilisa nga tebakwanjjude wade okukyala though waliwo abaana. Tokunkumula buzina nga tebanakutongoza. So sad that children are involved in this situation. May the Lord bless you through
@kellykelly6798
@kellykelly6798 8 күн бұрын
Nze mundeke nkometinge amazima gemubusa amaaso.. oyo omuwala tatusiruwalilako omusajja akubye nga ali Uganda naye newefula atategera mubyona byeyayitamu.. buno obudde muntu mukulu ategera bulungi kyoka mubutaba namagezi era asindikira guy sente .. kati my question is olwo tumuwe magezi nga naye amazima agalaba .. ye abasajja baweddeyo nti oyo yemugalanda 2nd akooze sente mbu kati tumuwe kumagezi.. abantu abamu mulekere awo akutusiruwalilako nga amazima mugamanyi..
@SsoziMo
@SsoziMo 8 күн бұрын
Beautiful sister, seems oli mupya wano!! Obwo obusungu obukulumbisa omuntu bwotyo bubadde tebwetaagisa, omuweesi omanyi ekizimbya kukkubo??? We preach love here, such comments and uncalled for
@PRperson-b4v
@PRperson-b4v 9 күн бұрын
Results of early marriages 😢 banange wurira how innocent kids are gona be affected or traumatized 😢
@olivianamwanga810
@olivianamwanga810 8 күн бұрын
Oyo guy ayagala omukolelele tewali kilala ayina nakamanyilo kanji gasiya
@JoodYousuf
@JoodYousuf 9 күн бұрын
Aba.family y'omulenzi.bali tebasubira enti sister mukama alimuggulira elunji😂😂
@SylviaNalukwata
@SylviaNalukwata 9 күн бұрын
EBIKOLIMO BYENKOKO TEBITTA KAMUNYE NGA KAMUNYE TEGuJiSINGA.PERIOD NDOZE MR GUNDI OWULIDE
@muhasaemmanuel7673
@muhasaemmanuel7673 9 күн бұрын
But why do you hate your children because of the man. My sister life is journey where you can't predict what will come tomorrow. In life never say" never "
@NakateJovia001
@NakateJovia001 9 күн бұрын
Banange nze kambuze nga fala oluyimba lwebagenda nebakola lwali luyimba lwadala oba sis yasabise kigambo??😂😂pliz ako sikategedde
@SsoziMo
@SsoziMo 8 күн бұрын
Mwana ggwe lwali lwaddala era alunoonya ampeeko copy tukasabule, abasajja abamu tujooga nnyo
@NakateJovia001
@NakateJovia001 8 күн бұрын
@SsoziMo okay thanks Mr SsoziMo era banange akanonye tukawulirizeko, naye bbo abasajja abamu twabakwasa Katonda munange yamanyi
@mukisaviolafaith5245
@mukisaviolafaith5245 9 күн бұрын
Sister munange lowoza kubana the good thing the father loves his children meaning his taking care of them but don't hate ur children because of your man's behaviours
@kiraborebeccah6629
@kiraborebeccah6629 9 күн бұрын
Mubyona byayogedde siwuliddemu nti abaana bange bankola bwebati kati wa gwe mama wosinzira okukyaawa abaana bo??
Okumpasa Kaali Katego
1:37:59
Ssozi Mo
Рет қаралды 2,4 М.
Omuwalabu Ansiyaga
53:31
Ssozi Mo
Рет қаралды 4,4 М.
КОНЦЕРТЫ:  2 сезон | 1 выпуск | Камызяки
46:36
ТНТ Смотри еще!
Рет қаралды 3,7 МЛН
Вопрос Ребром - Джиган
43:52
Gazgolder
Рет қаралды 3,8 МЛН
Bakulu Bokka: Guy Yamujjamu Nabaana
40:48
Ssozi Mo
Рет қаралды 571
Taata Nemutabaniwe Bonna Tebampona
54:42
Ssozi Mo
Рет қаралды 3,2 М.
Mbadde Ndabilira Mujja Wange NgaSimanyi
1:36:47
Ssozi Mo
Рет қаралды 4,1 М.
Maama N’omwana  Dating The Same……
1:01:15
Ssozi Mo
Рет қаралды 6 М.
Yangwako Eddalu Wakati Mukwegatta
1:09:36
Ssozi Mo
Рет қаралды 8 М.
NAFUMBIRWA OMUZUNGU NAYE NFAAA
1:40:48
Ssozi Mo
Рет қаралды 7 М.
Fulungu The Genesis Episode 1
1:26:50
Executive Media
Рет қаралды 46 М.