Рет қаралды 671,639
Emotional love song performed and written by Victor Ruz produced by One Blessing at Retro Records
NDEESE LOVE - LYRICS
Verse1
Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane
neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire
nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda
mukago tusale gwa kukootakoota coz ey body afi know nti nkupenda byonna
Yade ndaba nkumu ab'epika you got to know ndi muzibe wo newentambula, amagulu newegakankana omutima gukimanyi tewaliiyo akufaanana - nzuuno
Chorus
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhmmh nzitoweredwa beibe)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(aah bambi tikula) Beibey
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhhmm nzitoweredwa mukwano)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(mukwano nkusaba tikula)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
(ndeese love ndeese love aah)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
Vere2
So kati kiri jooli okugenda nange oba osigalewo lonely
My baby tell me wooba wooli sitaki kumalira time ogambe sorry
Oli nnimiro jensigamu ebyaama, manya amakungula ngetaaga, beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata. Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwata - Nzuuno
Chorus
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhmmh nzitoweredwa beibe)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(aah bambi tikula) Beibey
Ndeese Love Ndeese Love aah
(Uhhmm nzitoweredwa mukwano)
Ndeese Love Ndeese Love aah
(mukwano nkusaba tikula)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
(ndeese love ndeese love aah)
Oooh Na nah Oooh Na Nah
Verse3
Nga bwenesitude era bwenzize nkusisinkane
neera kyenva nsabye onzigulirewo baby nyingire
nzize nomukwano mungi nkusaba onzijeyo mubabundabunda
mukago tusale gwa kukootakoota coz ey body afi know nti nkupenda byonna
Oli nnimiro jensigamu ebyaama, manya amakungula ngetaaga, beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaata. Nnimiro jensigamu ebyaama manya amakungula ngetaaga beibe newala kwekanga nga eriyo omulala eyakwekwaataa - Nzuuno Jinjaboy.
Written By Victor Ruz
Produced By One Blessing (Retro Records Studios)
All Rights Reserved By Retro Records 2020
ALSO GET NDEESE LOVE AT:
/ album .
www.amazon.com....
tidal.com/browse/track/161586105?play=true
www.deezer.com....
distrokid.com/....
www.shazam.com....
#VictorRuz #NdeeseLove #RetroRecords
Music in this video
Learn more
Song
Ndeese Love
Artist
Victor Ruz
Album
Ndeese Love
Licensed to KZbin by