Рет қаралды 250,962
#oggyakubugaggabwo #catholicsonglyrics
🎶 "Oggya Ku Bugagga Bwo Mukama Wange (Lyrics) - Catholic Song Lyrics
Subscribe to catholic song Lyrics👉:bit.ly/3ryxWGr
Subscribe and Follow to other channels👉: linktr.ee/alls...
OGGYA KU BUGAGGA BYO MUKAMA WANGE LYRICS🎶
Oggya ku bugagga bwo mukama wange gwe n’ongagawaza
Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Njigiriza, njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde mbikuddizenga;
Njigiriza, njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde,
Ngagawaze abalala.
Ebirabo byendese bibino biva mukutegana kwange,
Omutima gwange ne byenina gy’oli biba bya ttendo.
Eby’enaku n’eby’esanyu taata mbikuddiza byonna,
Obunafu bwange n’ebinema by’ebirabo bye ndese.
Oggya ku bugagga bwo mukama wange gwe n’ongagawaza
Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Njigiriza, njigiriza nange okutola kwebyo by’ompadde mbikuddizenga;
Njigiriza, njigiriza nange okutola kwebyo by’ompadde,
Ngagawaze abalala.
Obulamu bw’ompadde mukama obujjudde emikisa,
Kitange neyanzizza ebirungi ontonnedde bingi.
Mukutusa bye ntekwa okukola mbeere kitangala,
Mukusasira, nenzigwerera mbayambe balabe ekubo lyo.
Oggya ku bugagga bwo mukama wange gwe n’ongagawaza
Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Njigiriza, njigiriza nange okutola kwebyo by’ompadde mbikuddizenga;
Njigiriza, njigiriza nange okutola kwebyo by’ompadde,
Ngagawaze abalala.
Amanyi n’amagezi bye wampa okuva mubuto bwange,
Okubyeyama nentetenkanya ebilala nga nfunye bingi.
Bwe bugagga kwe ntodde mukama ne nkudiza nyinibyo
Obitwala gwe namugereka by’ebirabo bye ntodde.
Oggya ku bugagga bwo mukama wange gwe n’ongagawaza
Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Njigiriza, njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde mbikuddizenga;
Njigiriza, njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde,
Ngagawaze abalala.
Abayonta n’abawammu mukama, abatalina kantu,
Bangi abaneetoledde ddunda abaddagira gwe.
Kantole ku byompadde ebingi mukutegana kwange,
Bafune emmere ya leero, ettendo lyo bayimbe.
Oggya ku bugagga bwo mukama wange gwe n’ongagawaza
Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Njigiriza, njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde mbikuddizenga;
Njigiriza, njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde,
Ngagawaze abalala.
Hey there!
If you have any song requests, and business, feel free to message me.
Want any tracks in Lyrics?
►💌☎️Contact me at kizzamubs@gmail.com
#catholicsongs #catholicsonglyrics #katonda #UGlyrics #Ugandalyrics #catholicsonglyrics