❤ nalota nga muka museveni nganpa ebisumulozo nga abitede kumeze ngaganba ebisumuluzo bibyo ngali nemuwalawe ate nebawe museveni yaliwo citegeza sebo
@shallonshareanuwamanya2512 ай бұрын
Praise God brother Steven, naloota omusaija ampande enyumba yokukoleramu enduka nimungaba nga tompende ekufulu ne bisumulizo aho nagamba nti abande yerabinde namara nampa ebisumurizo nekufulu.kitegezaki
@natsbellah2124Ай бұрын
Praise God brother Steven 🙏 thanks for ministering ❤. Naloose nga waliwo omukazi ateleka ebisumuluzo 🗝️ byabantu . I went with my boss's daughter to pick mine. Mine was being kept together with an Indian lady's key and mine had akawuzi ka pink 🩷 .it was a house key. Okuzuula ebisumuluzo ekyo the lady used a remote because the was in a hole 🕳️ and she gave it to me. I'm praying and fasting 🙏 may God bless you 🙏
@FatomaFatoma-yi1jf2 ай бұрын
Praise God bro Steven am one today
@IreneFavor-lp4pl2 ай бұрын
Nze naloota taata wange ampa ebisumuluzo byenyumba yewaffe. Ate byali bingi. Glory to God.
@jescanansubuga57742 ай бұрын
Praise God, brother, and the chosen generation nze naloota nga egulu ligudwawo, omusajja nga mpa ekisumuluzo,ekinene awo nenfunawengula, naye namala emyaka 4yrs nga sirina wade akagiko kettaka, ente yeyansoka ngayo,era mpaka sente bwezigwawo nebizibu, kati lutalo lwakuzimba, naye kawuula,nente,nabafu,byakomawo,okufirizibwa kungi,eremede kumaddinisa,kansabe eyatandika omulimu omulungi agutukirize Amiina
Praise God brother Steven I'm in Saudi Arabia adream about for my boss man gives me three key and my boss woman gives me one key and my boss woman she tell me this key open the haven but sometimes my one key is lost
@NahateGrace2 ай бұрын
Banange OMG I got the dream of keys but I didn't know about it but I thank God who passed through a friend shared this to me hallelujah am humbled
@JulietKarungi-s6r2 ай бұрын
Kitegezaki okulota enkuba 😢😢😢 tuburireko lino bambi brother, am juliet
@NabasetulaLillianАй бұрын
Praise God brethren I'm in Saudi Arabia nalota nga mi boss nga ampa ebisumuluzo
@sharonnana4987Ай бұрын
Mukama waffe Omulungi Yesu Yeebazibwe 🙏🙏
@NaluwagaJackline2 ай бұрын
Praise the lord brother Steven,,,mhe I HV always dreamt my mom giving mhe keys,,,and I perceive it that for her is going somewhere,,,and indeed in a dream I see her going bt I dnt get to know where she's going,,,
@tusiimeagnes72652 ай бұрын
Praise GOD Brother Stephen 🙏🙏👏, nze naloota nga ndi mu nyanja mumakati nali ntidde nga nkoowola Mukama Anyambe kati oluvanyuma nendaba ebibawo mu nyanja awo nentandika kutambulirako kati bwenatuka ku senyu nga nvudde mu nyanja nasangawo Omusajja nga ayambadde bulungi nyo esuuti with a neck tie yali akuute ebisumuluzo mungalo nga kumabali waliwo emotoka mpya nungi nyoooooo, awo Omusajja nangamba nti eyo emotoka yiyo nga agamba nze nga andaga ebisumuluzo nabyo nga abikute mungalo awo nenva mukirooto 🙏
@MurungiGloria-ce3rk2 ай бұрын
Praise God online church greetings from me
@GladysNakibuule2 ай бұрын
Webale okutuwereza,nze naloota nsaba omwami wange ebisumuluzo ebigula mumakka gange,nangamba nindeko Bali bajjemu ebintu byabwe nali mukwegayilila katonda kulwobufumbo bwange ndi Saudi,naye omwami yawaasa ate namuteeka mumaaka gange, byo ebirooto nfunye binji ddala okuva wenatandika okwegayilira kulwamakka gange.thank you brother Steven be blessed.
@MummyJustineАй бұрын
🙏
@kwagalabettie50848 күн бұрын
May really God bless our beloved brother ❤️🙏🙌
@mariamdavina41112 ай бұрын
Praise God brother nalota nga nina omukyala gwegamba nti webale kuzimba enyumba tezimbika nangamba nti nawa oja kuzimba ndaba olina poloti kati ate nendaba nga ngenze owa eyali landlord wanga nemusanga nga yebase nengamba muwalawe nti muzukuse ampe ebisulumuzo namuzukusa nampa ekisulumuzo naye omwami oyo mubuliwo yali tayagala nve kunyumbaze era namalawo emyaka egiwela kati bwenayingila ate nendaba omwana omulenzi nangamba nti laba esimu nemugamba elabika teliko muliro kati bwenaginyiga nga Eli ku 4pacent ....wayita enaku biiri nedota kapa enga elina ebisulumuzo nga ebitade kukamwa kayo nejja wenali neebase nenjagala okugibijako nenwana nayo nenuma omukono nempulira obulumi bungi nejagara nange ngilume nensekelera nyoo 😢😢be blessed
@ReginaNamanda2 ай бұрын
Praise God ,okuloota nga olwaana oba nga oyomba nga gwe okuba
@nakatoogograce37392 ай бұрын
Webale kutuwereza brother Steven mukama kuwe omukisa ❤❤
@ShamieKl256Ай бұрын
Praise God brother Steven nze shamim e saud Arabia ndoota nnyo nga nfuka simannyi kyekitegeeza, thnx
@wangolorahumah83432 ай бұрын
Praise God Brother Steven Nalimbuza mukama kumwami eyali aze gyendi nga anjagala Naye nendota nga aze gyendi nemuwa ebisumuluzo nga binji naye kyalikilaga nga yali alina gyava nga nze alina ebintubye Naye mubuliwo ye mukama tanaba kumwaanukula Nekilara muweleza munange naye ansingako ye musumba nze ndi ndiga naye ate mumyaka musingako Naye tubadenga bamikwano just
@namukwayaoliver72022 ай бұрын
Praise God. I dreamt when I was among the workers harvesting cotton. At first the harvest was huge but as time went on, it decreased because we had harvested the biggest part and I realized that there was a calendar we were following and the day we had to stop harvesting was marked but I told myself I can't work up to that time because in the dream I knew I had my job to go back to.
@monicakewitegetse9502 ай бұрын
Praise God brother Steven and the chosen family for me a dreamed that a was moving and met a woman and gave me me the keys with coins but she was not happy in the dream.kyitegezaki
@NangobiHajira-er2pp2 ай бұрын
Nangobi hajira Praise God brother Steven Nze naloota nga muriranwa wange ampa ebisulumuzo byewuwe namusanga kumpi neweyari akolera nze nari nina emotoka nemugamba lwaki tewagarawo duka nandaga nga sibyariko nangamba bimutwarire ewuwe,muburiwo omukyra oyo bangamba yanoba, bwenamara kequsa motoka ngende kyoka nga sivugangako motoka navugira mukilooto kitegezaki
@Nakisozi-pw6dy2 ай бұрын
Praise God bro stven thank u so much 🙏🏼 🙌 ❤️
@nakatosylivia17372 ай бұрын
Praise God brother Steve,nze naloota ngandaba mkn gwange ngayiina ebisumulluzo bingi musawo ye naye mukilooto nabitunuliira nyo but we separated me and my long tym ago
@NabwonsoEsther2 ай бұрын
Praise God brother Stephen, for me I saw it in a vision in air and I grabbed it
@PHINAH-ro5eq2 ай бұрын
Praise God brother Steve welcome back dear thanks be blessed ❤❤❤🎉🙏🙏
@Carol25-o2l2 ай бұрын
Praise God brother Steten, nze naloota nga Nina boy ankwana nemubako ekisumuluzoo nenziruka nangoba naye teyankwata cos nali nkoye nanyingira mu Church then I started to worship, ye teyayingira stay blessed
@NaikobaDeborah2 ай бұрын
Praise God br Steven greetings from Saudi Arabia
@NassunaAgnes2 ай бұрын
Wooo praise God bana chosen,
@jescanansubuga57742 ай бұрын
Praise God, brother Steven ate okuloota envunza egekukuta kukagalo ,nga Eva mukifo buli lwokantiga nga evawo neda awalala
@saras37992 ай бұрын
Praise God brother Steven Sarah s, greetings to everyone here bro thanks for this work u have really empowered me
@MarySuneet2 ай бұрын
Praise God brother nari waka gantabu mumwanyi nenonda ebisumuluzo nekufulu nga nsimbe kitengezaki God bless
Yesu yebazibwe brother Steven nze narota bba wange ngampa ebisumuluzo bibiri ekyenyumba ne kyemotoka nekirara nendota Maama justine mugerwa nga angamba guraho nyoo olugi oryo tushabe ngabatuhurira twali mutudwe ku church thanks u
@FsGdf-ds1wz2 ай бұрын
Praise jesus am magie nze naloose nga ndaba kibunomu ngate twabade wamu musako nabalara naye nze namulabye naye sategede kyekitegeza nsaba kunyamba musumba bambi aminna
@NamugenyiFiona2 ай бұрын
Yesu yebazibwe brother sitivini webare kuwereza mukama akuwe omukisa nze narota nga pr Tom nga agaba nti npa ebisumurunzo bye motoka yage
@IsembatiaWaiswaАй бұрын
Praise the LORD pastor, nze nalose nga twaala ekitala okuchaginga nesimu yange naye bwenatuse kuduka nawadeyo kitala nga simu ngyelabideyo munyumba negamba omukyala oweduka ntino kagende jjirente eri munyumba , omukyala oyo nakwata ebinusu mwabademu ebibiri ne byekikumi nayenga simanyi muwendo gwansente nzo. Bwenabande ngenda okulenta esimu nerabinde wenatese ebisumulunzo nga sijukira wenabitense, mukumbo nasanzemu boyfriend wange nga avunga akagali nemugamba atwaleko nagana , era nedamba ex wange nasanga mukumbo nga avuga akagali nemugamba atwaleko naye nagana nga alikweyuna mukaziwe yabande lubuto . Bwenasigande nga ntambura nakute musawo yekiteteyi kyange nedabamu ekisumulunzo kyewaka gyegenda okunona sisimu , nekyokanaye yabande musawo, nebinusu byoli omukyala byeyampade gwe nabande simanyi naye nabande musanyufu nga ndabye ebisumulunzo byange
@BrendaPEACE-x9t2 ай бұрын
Praise God I dreamed when someone is holding many keys God bless you
@IranaIrana-q6k2 ай бұрын
Praise God brother Steven nze naloota nga njyingira mumotoka nentuula brother wange nampa ekisuluumuzo kyemotoka nangamba nti gwe oyingira motooka nga tolina kisuluumuzo nakimpa naye kyali kimu naye nalaba omukazi nga antuude mumaso wano kusiteringi bwenatekamu ekisulumuzo nesimbula nga edda mabega kitegezaki thank you God bless you nga nange ozizemu🙏🙏
@TumusiimeMonica-l2e2 ай бұрын
Praise God brother Steven ccta wange yarose omwana ngamuwa ekisumuruzo bweyagenze okugurawo oluji nekimenyekeramu
@amilet45962 ай бұрын
Praise theLord brother Steven , i dreamt my boss giving me akey but its now like 10 month back thanks stay blessed
@babraawori97812 ай бұрын
Praise God members nze I dreamed when my little sister gave me the 3 keys of my grandma
@KisakyeSumaya-np5fn2 ай бұрын
Praise God brother Steven nze nalose nga omusaja ayagala kukozesa ne mukuba naye twabade mutoyi yawano yenkolela e Saudi naye omusaja nasumatuka naduka nebisulumuzo ebigula toyi nemugoba naduka nyekweka nesanga omukyala nangabati oyo nange yankwata.nze nga mumutima ngabati kasita nze takute.nekilala nalose nga ndina Wendi naye omusaja nga ayawukanye ne Mukyala we naye nga omukyala yekwasa nze nti bawe ajagala wenageze obatabaganya nesanga omwana wabwe nga akubwe pupu mujinyo nga asuka nemubafu esatu naye nenyigila enyumba nga nkyafu natandika okusesema ngabinji nga bizibwe akamwa,nga wepita yesu naye nga satula oluvanyuma nentelela nembayita obasabila mbu enyumba yabwe ejude dogo
@EdithLubega2 ай бұрын
Praise God bro. Steven for me i dreamt when the pastor giving me twelve (12) keys 🔑 and he mentioned all but i remember few. The key of cars en motorcycle, house keys, keys of traveling in countries others i don't remember what he told me God bless u brother🙏🙏
@LydiaNakaziba2 ай бұрын
Thanks brother Stephen God bless you dear 🙏🙏
@faustiannalukengefaustin9272 ай бұрын
Praise God brother nze naloota nga ex wange ampa ebisumuluuzo byali bisattu naye nga bisibidwa wamu nembikwata naye samanya jenabisuula naye nali ndyawo nga'bireese nate naye nga muli nebuuza nti ono ebisumuluuzo ampabyaki nga angamba tusisinkane munyumba emu eyali eyebisumuluuzo ebyo
@NandobyaFlorencepplp2 ай бұрын
Praise God brother Steven okulota Christmas kitegezaki,
@juddielov3013 күн бұрын
Thanks brother Steven may God bless you 🙏
@NeumbeEvelyn2 ай бұрын
Praise God pastor nze narota nga ndi Uganda musumba yange nga nesibide Munda mulumu, naye nga abawala 4 banli ebwelu kudinisa,kati omu nayita mudinisa nauigila Munda nalonda ekyisumuluzo nali ekyisude wansi,nenyomba nga mugamba nti ngyangala kyisumuluzo kyange,mubuliwo I'm not in Uganda but mukaselako kenyeni nyizula nga bba wange Alina omukazi muyumba naye my God is on my side Ali mukunwanila I believe I will be the winner cause mukama yadaga nga nzizeyo euganda nga omsaja amwegana nga mugamba nti genda Ono yemukaziwange
@NabukeeraImmaculate-q5b2 ай бұрын
Praise God bro Steven and chosen generation Nze kya motoka ya Mukama wange nga kyenaloose nga kingudeko mulukonko
@Nabakooza-p7r2 ай бұрын
Praise God bro Nze nalota nga ebisumuluzo mbijamukisenge kya boss wagange ngabipya,naye mubuliwo siyigira mukisengekye, ebisumuluzo byeribiibiri
@Christ.u.g2 ай бұрын
Amiina nyoo dear webale kutuwereza more blessings
@NamagandaJoyce-k7p2 ай бұрын
Praise God brother Steven nze naloota NGA MPA omwana wange omuto ebisumuluzo
@kansimefuravia49802 ай бұрын
Praise lord brother Steven, nze narota nga ayina ebiisumuluzo mubulaggo
@NabikoloJuliet2 ай бұрын
Hahaha namber one 🎉🎉🎉🎉 May God bless bra Steven 🙏🙏🙏
@claireNahabwe2 ай бұрын
Praise God bro Steven, 2 weeks ago, l got a dream seeing Eddy Kenzo and Hon phiona Nyamutoro gave me bundles of keys, one of them is very big and in gold in colour's, lam in humble and kneel down receiving that keys
Mukama yebazibwe narootanga Nina ebisumuluzo bibiri nga Nina abanabasattu nga ninawebafulumya
@NAYIGAGORRET-r6r2 ай бұрын
Praise God brother Steven, okulota nga olonda ovacado nobutunda nga byengedde naye nga obirondo munimiiro etali yiyo kitegeza ki, mbirose many times naye sibitegera waliwo nelwenalota nga nonda ovacado nanyini mutti nansanga naye tayina kyeyankola.
@kyoteetaeva2 ай бұрын
Praise God bro Steven nze nalose nga ndaba abaana abawala nga babaka omupila
@nakamattechristine198623 күн бұрын
Praise God brother Steven me I dreamt when am on the road side with my sister and she was cooking food for me but I asked her where is the house you got for me she showed me an old single room and it was surrounded by trees she gave a key and it was old rust and the padlock also rust and I told her I can't open without my husband and my husband came I gave him the key and he opened it and said me I can't leave in such a room but I tried to convince him but they had cleaned the room.
@ssebunyapeter25692 ай бұрын
Praise the Lord. Nalota pastor wange ampa ekisumuluzo, kitegezaki.
@ireneiry82922 ай бұрын
Webale kuwereza brother Steven Mukama akwongere emikisa namafutta 🙏🏻🙏🏻🙏🏻
@NamuwaJim2 ай бұрын
Praise God paapaaa nze omukazi eyepa ebisumuluzo bingi yalimusamize
@Kwagala-p8g2 ай бұрын
Praise God bro Steven 🙏 webale kuweleza mukama akuwe omukisa
@PatienceNannono-c6z2 ай бұрын
Praise God everyone, for i dreamed when i was at home house,when someone was trying to open the door but it refused to open,i was the one who had the keys for opening the door 🚪, thank you so much 🎉😊
@AinebyoonaPrudenceАй бұрын
Praise God brother Steven , i dreamt that i had aman who is my friend but he is married but in the dream , we were coming from somewhere and h e entered the gate where he stays but i went back and slopped in the go down of the same resident but i unlocked two old padlocks and woke up when i was about to unlock the third padlock.
@NatashaLilian-vo9vg2 ай бұрын
Praise God, nze narota nga waliwo ebingoba nembako wenzirukila nga mu munyumba nga waliwo amadaal agambuka wagulu kati wansi waliiwo kufulu nga erimu ekisumuruzo nensibawo
@nakimeraimelda83772 ай бұрын
PRAISE GOD PASTOR STEVEN ,NDOOTA NNYO NGA MPESE OBA NGA NKUTE OMWANA NAYE NGA TUYITA AWANTU AWALI OLUKONKO OLUWANVU,NOKULOOTA NGA BANKUBA AMASASI NAYE NGA TEGANKWATA
@shallonnatukunda39262 ай бұрын
I have my friend yalose mbu yalabye taata womwana wange ampa ebisuluzo kitegezaki❤
@AlikobaSandraАй бұрын
Praise God the chosen ones,am called Sandra mbade nsaba mukama okundaga omwami wange omutufu naye i always dream the father of my kids nga ampade akamuli, era nemuloota nga ansaba mugololeko ku ngoye ze mbu agende akole 😢😢kyoka i already separated with him
@naturindarachael34502 ай бұрын
Dreamed a pastor giving me a gold key... Many years ago never took it serious..
@violakaggwa76062 ай бұрын
Mukama YEBAZIBWE ABOLUGANDA 🛐🛐 brother Steve thanks for opening our eyes, I think we should call you Eli waffe 😌😄😊 Nze nafuna ekiroto NGA taata wange ampade ebisumuruso , Naye yagyira mulyato , ebisumuruso byali bya coffee brown NGA elyato , Naye nangamba njakuda nkubulire .
@HarrietNagulenge13 күн бұрын
Praise God brother Steven, I dreamed that I given a key for store and I opened it and I picked a package of bread and white antes then I divided them into shares and distributed among family members
@HadijaKirabo2 ай бұрын
Praise God bulijo ninda video eno eyekisumuluzo thanks brother steven, tukolereyo video esimu okubula
@Esthernakiwu2 ай бұрын
Praise God brother Steven. Nze naloose nga waliwo omukyala angamba muwe emitwalo ena ansabile kubanga nefumbiza era naddamu nangamba muwe emitwalo mukaaga anzijeko kawuula . Awo mukama angamba kukola ki?????
@justinsuubi33472 ай бұрын
Thx bro steven twakufuna nga kirabo
@habizanafortunate328925 күн бұрын
Praise God, i dreamt while my keys had fallen in a drum full of mud and dirty water i looked for the keys and found them one by one then a man came and led me in a bad ka house where we found a lady who gave me a glass of milk 😢😢
@FloraNtongoАй бұрын
Praise God brother Steven. This Floral wa Yesu from Qatar, what does’ it mean to dream when you are seeing or when your Father is giving you white bedsheets. I dreamt when my father has white bedsheets with light Grey lines in them and he wanted to throw them away that they were expired but I told him not to throw them but give them to me. I told him that bedsheets don’t expire and he gave them to me. After that he also have a pair of shoes gold in colour and new and he was looking for someone to give those shoes, so I told him to let me fit in them and that when they fit me I will take them but if they don’t I will give them to my Brother. But the shoes fit me and I remained with them. What do these dreams mean. God bless so much
@NoelineNakalema2 ай бұрын
Praise the lord bro steve, nze nalootako omwami wanga nga awadde neighbour waffe ekisumuluzo mbu akimpe, kati nze nemugamba nti ekyange nkirina nangamba nbu nekyo kisigaze kati nenkisigaza kyokka mubuliwo twayawukana, naye nsabye nnyoooo kituukirire but kikyagaanye kati 4 yrs nga twawukanye, but nomwoyo ogutwaala ebirooto byenge gunemeddeko bro nyamba nze Noeline esaudi
@سلفيناوغندا22 күн бұрын
Amiina Amiina Amiina brother Steven thank you so much good night
@Kawinoracheal2 ай бұрын
Praise God brother Steven 🙏 my mom yalota abaana ba step sister we eyali nga yamukola obubi nga bamuwa ebisumuluzo byabwe mbu abaterekere,2 Yalota yalina jeyali yerabide senteze nadayo okuzikima nebamuwa sente nga zisibye kabando,nebisumulizo binji mu paper 🛍️ bag it was like abantu nga batudde nga board meeting 🙏🙏God bless you 🙏
@preciousnsimenta75572 ай бұрын
Thnx bro Stephen 🙏🙏
@MajorynSonia2 ай бұрын
Praise God brethren allow me share this,my mother got a dream when someone is looking for me to give me the keys,and my mom said they searched me everywhere not seeing me and she tld the boy leave the keys to me i will give them to her, and he said,no i have to give these keys to Majoryn till they saw me and he gave me the keys.
@Grace-ii2nv2 ай бұрын
Praise God bro stev. Am Grace. I got a dream when am in the car of some one wants to marry me. But he took us in the company were he works from and forget us. Then there boss asked who brought us in that compound. Then after we lived the place. But while going I saw in my hands having keys for his car. Was in my hands.
Nze naloota about ekisumuluzo, nga numbye neighbour waffe mukyalo, nembagamba bampe ebisumuluzo byange ate nga ndi mukambwe, awo nebanga nti kyiikyo ,awo nenkikwata nengenda, thanks brother
@PrettyHoneyz2 ай бұрын
Praise God br Steven. Ndoota nyo nga ndi waffe nga nfumba mere buli kilooto mere yanjawulo. Nendoota nga nsena omubisi gwenjuki nga muuungi era nendoota nga ntambula nga ekubo liilina akasozi kanene nga sikamalaako. Era nendoota nga ndi lubuto emilundi mingi . Naaasanyuka nga onzizemu brother thanks.
@shallonnatukunda39262 ай бұрын
Praise God thanks soo much, nze i dreamt of eggs nga galiwamu mangyi kyoka ebali waliwo namalalanaye nga ga doves
@tumukundejohn4692 ай бұрын
Praise jesus br steven. nze naloota nga ndina ebisumuluzo bya motoka harrier nga they are together with handcalf key my wife started the car but it dnt got started i said to her bring i try then i started the car and it started then we continued to our jouney bt mubuliwo i was in military prison now 3years back thanks
@PHINAH-ro5eq2 ай бұрын
Brother Steve nze nalota ebisumuluzo ngenda kubigula nda waka am in saudi,ekyilala nalota nzeyo waka my boss ampande maama kit/ebintu ebibawa abakazi mudwaliro bagenda kuzara ninsanyuka nyo 😂😂😂 ❤️❤️ kyitegezaki brother be blessed ❤️❤️❤️
@brendabintbasalirwa71852 ай бұрын
Thanks Brother steven
@siadaesther122422 күн бұрын
PRAISE GOD BRO STEVO,I had a dream wen someone was giving me two keys telling mbu my daddy gave her to bring it to me mbu I go and open our house but I found my mum inside already open but the house was the old one we removed long time ago Pliz Pliz help me bro God bless
@NassangaGrace-ze5ku2 ай бұрын
Praise God bro stev🙏 I got a dream, I was preparing my self to go on prayer mountain then my mum told me let's go home and I give u clothes to put on,she gave me the keys but after all of the keys they turned into bisanyi,magongolo ne misota after receiving they died all then we went into the house but she was giving me black shirt and skati I refused, I told her let me go and I put on mine 😢I have got alot of dreams on my mum nga alwanyisa my salvation 😢😢😢 thanks 👍
@Preciousgal2 ай бұрын
Praise God members, nze naloose nga ndinemutabani wange wamyaka etaano, nageenda mu toilet nafuluma ebikyafu nga kulinga ku runninga awo amazzi negesumulula negamuyikira nanaba engalo nafuluma nenfulashinga emurundi ebiri nebigeenda , awo nageenda kuduuka nempulira nga oweduula amubuza bamudize sente meka eyabaddewo nagamba mbu mitwalo esatu konze neda alese nkumi biri omusajja nangamba alese lukumi. Mutabani wange naleeta ebisumuluzo nga bingi nga byamirundi esatu nekakufulu kamu nenusu lusaanvu nemugamba ebisumuzo ngabingi byaki nengamba kangende mbuze omusajja nenzukuka