FIRE 🔥🔥🔥🔥 TO ALL EVIL DREAMS IN JESUS MIGHTY NAME 🙌🙌🙌🙌🙌🙌
@shirahnabunya3133 Жыл бұрын
Amen
@tikabularuth308 Жыл бұрын
Amen 🙏 🙏
@Mumbejjaracheal Жыл бұрын
Amen
@elizabethnakato77388 ай бұрын
Amen
@NassangaAsiya2 ай бұрын
Amen 🙏
@abeer40802 күн бұрын
Yesu yebazibwe,narota nga ewafe waliwo eyafa wayitawo enaku biri nendota nga muwa ekyebitano naye ngayakafa😢
@NatambaMiria-jc8ft Жыл бұрын
Nze naroota master key Eri mubaanga waakati wensi ne guuru nentekaayo omukono nekyifuuna ne ndaaba ekyiziimbe ekyiinene nga Kya banka nensaangamu abareenzi babiiri no muwaala omu bwe bandabye nebatya nyo naanye ekyiziimbe kyabadeemu buri kyimu ekyirimunsi ekyisaanyusa nebaafukamiirira nebaangamba saininge ne saininga nebankwaasa ekyiziimbe kyoona
@Nailah-comfort5 ай бұрын
Praise God, naloose nga njela olujja lwabadde luchafunyo, nemunyumba nenjelamu nayye mwabaddemu engato nyingi nenzitereza.the dream was in the village whr I grew from.
@mutesimichelle559813 күн бұрын
Repent for yo family ate obabulire enjiri
@QawQw19 сағат бұрын
Amina Amina 🙏🙏
@collettenakabuye91804 күн бұрын
I claim all my financial blessings back in the mighty name of Jesus
@ruthkatushabe6627 Жыл бұрын
Praise God brother stiven, tweyanziza nnyo okutulunggamya no kutusomesa mukama akuwe omukisa ogwamaanyi ennyoo 🙏
@OlivaMukisa-l5p12 күн бұрын
Mukama yebanzibwe brother ate bwoloota nga bakuwa sente nga nyiinji
@IreneMercy-fz7vs4 күн бұрын
Praise Lord brethren ❤❤ nze nalota nga neighbour waffe ampa omutwala
@AnnishaKasujja-ue4bc Жыл бұрын
Okulota nga onoga emwanyii kitegezaki
@mercymuzeeyi40552 күн бұрын
🔥🔥🔥🔥🔥🔥🔥🔥 in Jesus name 🙏🙏🙏
@RebeccaT-e2k6 күн бұрын
Okurota ngangaba sente nga olubugo eri abafiridwa
@lydiasonia88659 күн бұрын
Mukama wafe yebazibwe nze naloota nga koini nzilumukavera ka white naye ngakasibe kyitegezakyi mukwano 😢
@bestielucky4798 Жыл бұрын
Very true i dreamt President giving me money but he told me to share with others.....oh my God i was given atip of 500riyals from my boses not saraly.....en i shared it with my grand papa en he was very happy bambi😊
@GraceNareebaСағат бұрын
Praise God brother Steven ,j dreamed my boss giving me money to pay for Wi-Fi and he gave me password as LAM
Thank you so much pastor for teaching me may God bless you ❤❤❤❤❤❤
@kiyagamagie39292 ай бұрын
Praise God brother Steven nze naloose nga omuvubuka ampa emitwalo ebiri kyokka immediately nenziramu nensanga omusaajja omukadde naye nampa emitwalo ebiri naye nazinkasukira nangamba nti ajja okumpa nendala naye yabadde nga ayagala okunkwana Yenna nga yewomereza. Naye oli omuvubuka yamaze nadda nangamba mbu ayagala kugendako mutundwe ku church nensanyuka nemugamba tomanyi sanyu lyempulira omuntu yenna wangamba nti ayagala kugenda mutundwe , ye gwe abeera mukwano gwange asooka.
@BabiryeDaphine-t7n2 ай бұрын
Webale kuwereza man of God nze ndoota nyo nga nonda sente zempapula mu kasasiro nga kasasiro bamuyiye mukubo oba ebali we kubo
@NannonoMariam-s8s7 күн бұрын
Fire in the name of jesus🙏
@macleanekyakunzireАй бұрын
❤❤blessings 🙌 🙏🏻 bro steven coz yesterday nyt i dreamt picking coins😢but thank God i have understood the meaning,,but i will overcome it in Jesus's name 🙏🏻
Okuroota nga olonda ebintu ebyefananyiliza ebinunsu, ate nga kimu
@Allenlove10 ай бұрын
Ogwo mwoyo gwa bwavu
@madinamadina-ke1km7 күн бұрын
omubi ngakumba sente
@NamaziSarah8 күн бұрын
Nze nalota nga mbala buli sente za nsi zona 😮 Dolla, urais,
@KwagalaKitibwaRacheal14 күн бұрын
Yesu tuyambe
@JoyceNansubuga8 күн бұрын
Thanks dear brother 🙏 Naye ate Kitegeezaaki okuloota nga omuntu awa omwana wange olugoye oluyulifu nkifuna nyoo
@KanyankoleEvelyn29 күн бұрын
Yesu yebazibwe br naroose nga ndaba enziji biri orwa dabo ne orwa single nga mpya simasamasa naye nga zakiti ziringa eziriko ebifananyi ebirunji naye sabitegede nga kuriko ekyigambo kyoruzungu nti house for you nenjagala nkwateko ndabe nenzukukayo after 30mn nempulira dobozi ringamba nti receive it😢 naye nga kyiva eri ba wange kitegezaki 😢😢😢😢nyamba bambi
@NabimanyaAnnaclare2 ай бұрын
Nze ndose omwana wobuwara nga mutto ampa sente nza bitaano bishatu and even my Boss giving me money, naye nga okuva rwenanja tampanga ku birabo sibitengera Brother STEPHEN thanks Bambi my God bless you
@kamondia39085 ай бұрын
Greetings ba na chosen 🧚♂️🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏
@BatengaFlorence-j4z12 күн бұрын
Thank you so much brother may god bless you so much
@NamonoTafasi11 күн бұрын
Praise God dear brother Steven 🙏 ... I dreamt l was picking some huge amount of money , l was somewhere standing and saw huge amount of money on the ground , besides there was someone , l covered up the money that this person doesn't see it , so in the process of covering while waiting when it's safe to pick it up , l woke up before removing it from the ground , you have explained about coins only my dear brother 🙏🙏
@graceviola279 Жыл бұрын
Praise God pastor,nze nalota nga nonda ebinusu ebyebitano mu pasikalamu nga binji nembilonda nga bwembipakila mukasawo naye nga ate ndaba it was coming to morning time like nga 15:30
@MsDeborah.D13 ай бұрын
Thank you brother Steven 🙏🏿🙂🙏🏿 God bless you more 🙏🏿
@peruthnabakooza7686 ай бұрын
All bad dreams fire in Jesus name
@ankwatsashallot9335 Жыл бұрын
Praise brothers Steven ,I dreamt i was going to visit my friend naye mbade ntade omwana wange mumugongo naye mukwano gwange abade abera kunyanja mbade ntambura nganegendereza ngantamburira kumazi I was want to fall down in water but when I see on my side nendeba amazi amarara ngamakyafu nentambura mpora nentuka kumukwano gwange nendaba abasajja babiri ngabari muryato but when I reached there my friend asked me why you didn't informed me that you want to visit me but she was happy to see me bwentuseyo omwana wange nava mungaro ngagenda okuzana nomwana omurara nengenda kukumukwata nendemererwa nangwa mumazi nange nendinya mumazi naye amazi gebade mampi nomwana wange nabera waguru kumazi awonenzukuka .God bless dear 🙏
@NantumeTinat8 ай бұрын
Nze mbuza am a born again okuloota ngoweese omaana kitegeezaki
@Rosettna Жыл бұрын
Mukama waffe yebazibwe bro Stev, nze Rosette naloota nga ndi mu kakubo akafunda nempisinganya nabalenzi babiri bwe twali tuvuganya mu class,ku o level, omu nga avaa gyengenda,omulala nampisa, bwenatuuka ku kukubo eddene, omusajja nze gwenategera nti ye mwami wange nampa bundle za sente 3, ono ayampisiza nantunulira, naye mubuliwo,siri mufumbo
@NANSUBUGAREBECCA-q4r7 күн бұрын
Okulota ekoko kitegeza nki praise God
@kobusingyemonica9970 Жыл бұрын
Prise God bro nze nalota nga nsaba pr Tom emitwalo 90 naye ,yengamba nti anjakumpa emitwalo 75 era nazimpa. Ekirala mu week yemu nendota nga ngura obumonde obusungu (Irish potatoes) ngabungi nyoo atenga bunene naye nabuguze 2500 thanks for serving us God bless you
@muthonibarbie5961 Жыл бұрын
Praise God bana chosen i dreamnt when am at our home my Dad gave me 3000ush to buy matooke And he was very happy for me kujja wakka nga ali smart ne waka nga walabika burungi kitegeza ki? Ne ndota nga nalesse amenvu nga galabika burungi abiri mukavera ka white wabweru pastor nava mu church nga ejjara emuruma nagalaba najja ko limu nalilya Nze Daphine God bless you
@ShellyShelly-hq4vq4 ай бұрын
Praise God brother, nze naroota nga mpa omukazi sente 5000 nazigaana mbu muwade ntoono, nakaaba mukirooto, oyone mureka nempa omurara 10000 gwasente nansekerera, banaye nakaaba mukirooto amangwago nenzukuka nensaanga nze nga ndimaziga goka nga ndimuku kaaba ebyadala😳😳😭
@AsiimweRuth-s1nАй бұрын
Mukama yali akulaga nti owayo kitono mkno
@florence-qo7ur5 ай бұрын
Praise God nze naloota nga bampa sente enkade naye nga zezize
@sharonnana4987Ай бұрын
May God bless you 🙏🙏 Thanks for sharing
@KasandeAdrine-yi1my Жыл бұрын
Thanks nawe Bera burungi murinya rya Katoda.
@NampijjaShadia-u5rАй бұрын
Praise God naloose nga ndaba omusota negogolo naye safunye buzibu bwona kitegezaki nze nallongo shadia omubwati 22 years
Nze naloose nga taata wange ampa enkumibiri nazizijako nampa olukumi naye nga yabade nanyiingi
@KiraboSarah-es8rm Жыл бұрын
Priase God brother Steven thank so much dear
@agathanatz2628 Жыл бұрын
Wawoo thanks so much, and me and I'm already in fasting 3 days but today morning I got a dream while buying a sugarcane enyingo 2, naye nasose kusanga sis wange nga ali mu kugula ekikajo kiramba then nze nemugamba nti nange nguzeyo enyingo 2.thanks
@christinenantaba6496 Жыл бұрын
praise God the chosen family
@NKABULAERIA Жыл бұрын
Praise God brother Steven. Narose nga omukazi omukulu azalidde abana bana(4) ate nga Nini wo abalala abawere Dala babiri(2). Kitegezaki brother Steven Mukama akuwe nyoo omukisa.
@MatsikoDeus-uh9vs5 ай бұрын
Praise God nalose dollar 💵💰 ziri vera omusanja yazirese kunduka lyage nezitwala mu Church kitegezaki
@misskeera3306 Жыл бұрын
Praise God every one .bro webale tuwereza Am ever dreaming when am washing \ Cleaning toilets munyambeko kyekitegeza be blessed
@StingEyeSting Жыл бұрын
Praise God Mugole waffe. My name is Elizabeth , ekiro ekikeesezza leero ku saawa nga kumi nedakiika 45 nazuukuse oluvvanyuma lwokuloota nga Nina Wendi ne mwanyinaze eyaffa 2yrs ago, ne mutabani wange owa 5yrs, wabula twabadde tutuuse ewaka nendaba nga mutabani wange oyo tazze naffe ate nga tali Waka, nembuuza abewaka nga bagaamba tebamulaba, nataandise okwelaliikirira mwanyinaze omufu nampa sente nzileyo munoonye, wabula nabadde ngeenda okufuluma omwana oyo najja nga Ava munju nangaamba nti waliwo omwami eyamuleese, nageenda ku tooyi akole susu nga Ayambadde ekanzu ya Uganda cranes jersey, nakutte sente zili omufu zeyampadde nenziwa omwana wa Maama wange omuto muwala mukulu, aziddize omugenzi, wabula nga muzzo mulimu akomutwaalo akayulifu, omuwala nayagala okukanziliza nengaana nemugaamba zonna azimuddize sikyetaaga kuzikozesa, awo nenzuukuka nentaandika okusaba.
@JENIVERAHAISIBWE Жыл бұрын
Praise God bro Stephen thank u for the ministry
@NatukundaSylvia-x3t14 сағат бұрын
Nze naroota agandi Nye enyonyi nasirana kugenda pars pot yange negijayo kukampuni nayekyawa
@KyeyuneDaniel-k4lАй бұрын
Praise God
@ShamieKl256Ай бұрын
Yesu yebazibwe brother Steven, am called shamim, ndi Saud, naye ndi mukusiiba wamu no kwegayilira, naloose nga mukama wange ampadde sente nga nyingi zabade emitwalo kyenda mwetano, Kati namala nangamba nti nsooke nzileko e Uganda Bo balina gyebagenda mbu mubiseera bya winter tebaberawo, ate nagenze okula nga Nina Wendi olwamaze ate nendaba taata wange omuto naye nze nga ate ndi mukubo olwamaze nagenze okulaba nga sente zange ezimu nga embuyaga ezitute nembala ze nasigaza nga tezikyawera
Praise God bro Steven, wy is that when I dream any dream it comes in real life,
@Nakanwagi-pk3le7 ай бұрын
Praise God bro okuloota nga olonda ssente kitegeza ki
@NalubegaJesca-x8l Жыл бұрын
Praise God! Ate okuloota nga olaba sente nga nyinji, 20k nokudda waggulu.
@MagalaHariet-wo3dr5 ай бұрын
Praise God BROTHER STEVEN? NALOOTA NGA NOODA SENTE 2000 NO 1000 NAYE NGA NYIGI EKIMBASA NEKYIJULA. THANKS
@TuryahebwaShallon7 ай бұрын
Praise God brother stevo, bworota Enzoki Nga kikukuba kitegezaki
@estherg8471 Жыл бұрын
Praise God brother Steven nze nalose nga Nina Wendi ngandibwerere naswadenyo kuba wabadewo abantu ngate mbamanyi nempita omukyala nemugamba mpakulesunesibeko nampa ekiteteyi nyambale nakyambada nenyuma naye nagenzeokulaba ngakyayulika Mumabaligakyo kati omukyala omulala naqamba nti tonyumya era nebatambula nebandekawo
@wayesuedith8347 Жыл бұрын
Praise the LORD dia nze nalose nga ntambula nabaana ba mujja wange naye nze nabakuza kati bakulu nga tukute sente enkumi saatu akolukumi na kebiri nga Tugenda hula ebyenyanja naye omukazi natugamba nti biwedewo kyoka nga tubilaba kumudaala kwebiri
@DAUGHTERWADADDY6 ай бұрын
Praise God brother Steven , l dreamed when my father was telling me to go and borrow some money from,the neighborhood and l refused then he got another and he threw a torned money to me while telling me that then you get what the family will eat and a woman picked it from me so l didn't pick that money. I was praying and fasting Again l dreamed when a lady was telling me that l know you you are the one who has started this war , From there l gave coins for four hundred shillings to someone and when that person went l saw a tree with white and pink flowers there after a person near me received a call and told me to go and listen to it and the person who called told me that l will give birth to a baby girl yet l am not married and not pregnant this was after completing my days of praying and fasting . Thanks brother Steven
@nairahasiimwe5063 Жыл бұрын
Mukama yebazibwe brother nzendota ngo mwami wange ngadi mumuwasente kitegazaki munayeee God bless you
@AyesigaGloria-zf6dz5 ай бұрын
Praise God pastor nje naloose nga mujungu ngapa sente zabupapura kitegensa ki musuba
Nze nalota nga jeneti angamba nfuumbilwe museveni mbu ayagala akawala akato era natulambuza famu nga nene nali ne maama wange ,nze nembagamba sagala musajja mukulu, Kyokka olulala namulaba museveni nga ayagala ku ndepinga okuva olwo nempulila nga museveni antamye Mulabye mubintu bingi naye sifunanga anyinyonyola
@nanfukaflorence1095 Жыл бұрын
Praise God nze nalota nga muganda wamaama wange ampa enkumi bili nsimpa ate sinkade nyo zili awo naye ye last born wa ba maama
@NamulyantiDamali Жыл бұрын
Praise God brother webale kutunynyola ku biroto mukama akuwe omukisa
@CatherineByamukama Жыл бұрын
Praise God brother am the one to comment here I also got that dream that aperson who was mi dad that I was hungry and asking him to give me just one thousand Ugandan shillings but I didn't touch on them
@JoylilianLogose9 ай бұрын
The spirit of luck fire 🔥 in the name of Jesus
@Maria-lg2uc10 ай бұрын
Fire 🔥 in the name of Jesus agakolimo ngokya
@KwagalakweChristine Жыл бұрын
Brother Steven okusiiyibwa ebigere n'engalo kitegeeza mubuliwo .not in dreams
@r1tahnamuleme24 Жыл бұрын
Mutume mukama yebazibwe nasiba ne nsaba enaku bili naye ne nfuna ekiroto nga ndaba ekanisa temuli bantu naye nga mulimu ntebe zokka naye nga ebweru waliwo akapande nga kuwandikindwako ekigamba envangelist
@ssaligoffrey9993 Жыл бұрын
Praise God brother sitivin nalose nga tusenya eku nabatu naye nebaganba nti muleka awo amagali ganmwe tuyite Eli getwayise nedaba brother wange nga asima ekiswa naye nga Ali bwerere wagulu kukiswa negaba Bali nti mugende nezukuka
@RestitutaRestie3 ай бұрын
Praise God Brother Steven, some years back nali nkola naye nga Boss tansasula.....naloota nga Taata w'abaana yajja nanwanisa nantwalako sente naye salanya oba yatwala Ugandan shillings oba Oman money. 2rd dream; After certain period of time....naloota nga ndi ne my uncle ( mwana wa kojja )...twali tutambula mu lusuku netula sente nga bazisudde bwali bubapula bwa nkumi bbiri ( 2000 )ku mabali g'akakubo mwetwali tuyita zaali ziri scuttled ( nga zeyawudde ),..... then, one 2000 note nekagwa mu nsawo ey'olugoye lwange, nengamba nti ez'embe lirabika ly'erizisudde mu sente zino.....ky'ali kitegeeza ki Ssebo.
@Nakyanzijoan265 ай бұрын
Praise God brother steven nze naloose nga waliwo omuvubuka gwebatumye ampe emitwalo essatu.webale nyo olwo buweleza mukama akumpele omukisa
@BabiryeSarah24 ай бұрын
Thanks May God bless you
@NamulyantiDamali Жыл бұрын
Fire 🔥🔥🔥all evil and dreams in Jesus name
@NalwaddaHarriet-i4g Жыл бұрын
Musumba mukama yebazibwe,ennaku zino ndota Nina ensawo ngamulimu sente nolunaku lumu nalota tubala sente me bba wange,,,e my emabegako sister wange yalota Mukama amugamba nti bba wange asumuludwa mubyenfuna nti agenda kuyamba nyo family yange ngalokose naye mubuliwo tanalokoka naye sister wange Ela yalota ngomwami wange alokose nze Harriet