Okuloota Nga Oli munaku zo (Periods) kitegezaki By Brother Steven

  Рет қаралды 10,808

THE CHOSEN GENERATION

THE CHOSEN GENERATION

Күн бұрын

Пікірлер: 186
@justinemusubika9837
@justinemusubika9837 7 ай бұрын
I thank the Lord that i nolonger dream about going into periods after periodic fasting and praying. Ooh mukama yanponya🙏
@KateraRose
@KateraRose 7 ай бұрын
Yesu akuwe omukisa br Steven mbadde nkilota nemala nenzigendamu naye era bibadde tebigenda burungi Yesu akuwe omukisa 🙏
@babywayesu-z6h
@babywayesu-z6h 7 ай бұрын
😮😮😮Banange nakilota nga nyo nga simanyi thanks so much bro God bless you
@namusisigorret7743
@namusisigorret7743 7 ай бұрын
Praise God musumba, musumba bwe ba nga ndi kusiiba like for three days naye kusawa enyokusibuluuka nene gatta nemusajja wange, ante nga enkya genda kusiiba nate kyibi bwemala okusibuluuka nebba ne musajja wange oba kyibi
@MbabaziJoan-u2b
@MbabaziJoan-u2b 7 ай бұрын
Praise God brother Steven 👏👏 brother nze mbade mukusiba for 2days asking God to cleanse my mind and my heart and when I was praying I got a vision when am out of my grandmother's home (mukyalo ewaffe) Naye nga nina enviri enjeru era nyambade white clothes what does it mean help me thank you 👏🏽👏🏽
@NamukisaEsther-d3z
@NamukisaEsther-d3z 4 күн бұрын
Mukama yebazibwe br.steven nze era kyantuukako nga nziloota bugenda okukya nga nziyingidde era mubutuufu tebyantambulira bulungi olubuto lwabula so neetaaga deliverance
@dianeskylar98
@dianeskylar98 7 ай бұрын
Praise GOD brother Stephen, naloose nga ndi kumulimu, nga tulinga abali mu church, naye nga Eno bwe nongosa ate nga mpuliriza enjiri era nga bwetusaba. Naye mukusaba okwo, Musumba nayita amannya gange gombi, nangamba nti 5k(enkumi ettano) zobadde osaba Mukama agenfa zikuwa, awo nenfukamira nengamba nti "Amiina, Mukama akinkolere ampe ne GREEN CARD/ VISA. Then I stood up and started cleaning again but in the duecourse people started coming stepped where I was cleaning. I became sad and I asked on of my boss's daughter can't you tell them not to step where I have cleaned with dirty shoes, then I woke up. Naye mubuliwo, I had just finished my 30days of prayer and fasting. Please help me brother. 🙏 Thank u
@NAKIWOLONZERA
@NAKIWOLONZERA 7 ай бұрын
May God continue to bless you abundantly 🙏🙏🙏 father chosen
@NagabaOlivia
@NagabaOlivia 7 ай бұрын
Brother Steven yesu yebazibw nze naloose nga ndi mukwejamu amaggwa mungalo ne mubigere nga manjji naye nga galuma nyo okusinga gabadde mungalo era nga ngakulamu mungalo nga agamu nga galinga mpiso zekyalaani Kati uncle kyava angamba lwaki wayise wano nga okimanyi nti waliwo amaggwa naye nga nze sayiseewo naye amaggwa gona nagajeemu mungaro zange nemukubo wona nengajjamu
@HamalaGrace
@HamalaGrace 7 ай бұрын
Thanks alot the servant of God
@nabulwalascovia8820
@nabulwalascovia8820 7 ай бұрын
Praise God chosen Generation, I usually dream periods before I start 😢😢 thanks brother may God bless you
@josephinemaria6795
@josephinemaria6795 7 ай бұрын
Mukama akuwe omukisa mbadde nkiloota nyoooo. Naye nga ndoota ngenda kwelongoosa . God bless you
@CarolynMbatudde
@CarolynMbatudde 7 ай бұрын
Praise God brother Steven ❤
@NakiwalaShadia-co8ve
@NakiwalaShadia-co8ve 7 ай бұрын
Praise God brother Steven nze shadia ndota nyo taata wo mwana wange ngente tyayawuukanadda naye era nali sinalokoka bwetyo neffuna omusajja omulala era n'e tulokokera wamu naye ndota nyo omusajja oli nga anze ewa maama ekka, era ndota nyo ganonya naye nze nga nziruuka emisiinde
@esthersemakula
@esthersemakula 7 ай бұрын
Thanks papa 👏👏👏
@SenyaAgnens
@SenyaAgnens 7 ай бұрын
Praise God nze nalota nga nvudemu olubuto ate nga omusayi gulimu olusirasira. Nakana ngakatininyo
@FatumaNazziwa-o3g
@FatumaNazziwa-o3g 7 ай бұрын
Praise God brother Steven nze narose nga ndi mu church nga Miriam yawereza nga ntudde kuntebe nungi nyo nga eriko enzigga nenvuga nentwara mumaaso okuwayo nabadde Nina1k ug shs bwenatuse okuwayo nendaba nga zifusse sente nyingi nempayo nengenda ewakka , nabadde nsaba mukama ampe omusajja, bwenatuse ewakka newajja omusajja nenonya Entebbe atureko nga silina, nengamba muwara wange amutwarire Entebbe jjeyabade atudeko twagenze okuraba nga wansi wentebe wamezze ekikoro kyetokke ngakito naye ngakirungi nazukuse nga tutegeka byakulya teyeridde😢 kitegezaki Bambi nyamba🙏🙏God bless you
@nandawulacissy4354
@nandawulacissy4354 7 ай бұрын
Praise God brother Steven,nze naloose Ki kawuula kyamaze nekingamba bwomala okunaaba ngokomawo nempulila bubinyo nensena amazzi nabeko awo nenzukuka nensaba mumaanyi bwenazewo okwebaka nendotanga njoza bupale bwange nga bwelu nagenze okulaba nga ne boss wange aleeta wenyanise obubwe naye nayanika ezize nga nnene oba kitegeeza Ki, yesu yebazibwe 🙏
@NatukundaPlacicha
@NatukundaPlacicha 7 ай бұрын
Tukusabira kuwangara, mukama akwongere amafuta brother Steven otusomesa burungi,
@WinnieNansubuga
@WinnieNansubuga 7 ай бұрын
Praise God pr Steven ate nze buli lwendoota nga nzadde oba nga ndi lubuto awo nedyooka nzigendamu😢😢 almost every month
@charlotteatuhaire4807
@charlotteatuhaire4807 6 ай бұрын
Same here
@Justinejust-x9i
@Justinejust-x9i 7 ай бұрын
Thanks so much 💕 musumba 🎉
@MwoyaCollin
@MwoyaCollin 7 ай бұрын
Amen brother Stephen for teaching us
@OliverHabizana
@OliverHabizana 7 ай бұрын
Webaale kuwereza brother Stephen
@Shifrah-g8f
@Shifrah-g8f 7 ай бұрын
Thanks brother Steven I got that dream but I haven't yet got my mps let me pray for it thanks for the update
@shivanbettie3822
@shivanbettie3822 7 ай бұрын
Mukama akutuwere nyo omukisa bro Steven bambi
@kyosimyerebecca5804
@kyosimyerebecca5804 7 ай бұрын
Mukama yebazibwe bro
@كازيا
@كازيا 7 ай бұрын
Praise God brother,me I do dream when I am pading my self when period has started to come
@tebandekemaryam2646
@tebandekemaryam2646 7 ай бұрын
Me too sometimes, olusi nga zimposemu Naye Mukama atusasire walai
@NabasumbaSharon-nd6pb
@NabasumbaSharon-nd6pb 7 ай бұрын
Mukama yeebazibwe nze naloose enswa ngazimaze okubuuka ngankungaanya ezili awo kukiswa
@Rosset488
@Rosset488 7 ай бұрын
Dia that is blessing
@owembabazicatherinecatherine
@owembabazicatherinecatherine 3 ай бұрын
Thanks papa for the good message,nze narose nga nebase ngenda kuzukuka nendaba omusaja angamba raba omusayi nenzukuka nengenda kunaba kati awo nendaba omukazi ampade akaresu ka white nentura wansi noyo omusaja nga wali netutandika okurya emere😢😢
@HabibNanyonjo
@HabibNanyonjo 3 ай бұрын
mukama yebazibwe nze nalose nga ninya amadala nga mawavu nga wagulu waliyo omukazi nabana biri nangamba bawe yamuleka asuleyo
@Kawinoracheal
@Kawinoracheal 7 ай бұрын
Praise God brother Steven,nalose nga ngeze kunaba naye waliwo ebikyafukyafu mumagulu gange ate nemala nendaba ndi mu period ate nga nali simanyi naye waliwo abantu nga bandaba nentadika okukweka ekipadi,naye nga ndi mukanabiro nga kamabbate makadde ,awo najja omutu atunda obutunda small naye he said 500,naye awo kubali mubadewo sente naye sizange nesigula? God bless you 🙏🙏🙏
@BeckyMusiimenta
@BeckyMusiimenta 7 ай бұрын
Praise God brother Steven Nze naloose nga tuli mu bibuuzo nayenga nze byempandiika sibimanyi wabula nga nkopa bukopi gwenabadde nkopa namala nabikula adde ku page 📄 endala kyoka nga nze sinamala kukopa,nekitabo kyange nga kisigazizaako olupapula lumu kigweko,atenga ebyokuwandiika nina bingi Help me too bambi
@Justinejust-x9i
@Justinejust-x9i 7 ай бұрын
Nze buli lwenzibeeramu kawuula ajja😢😢
@user-madrinew5nd
@user-madrinew5nd 7 ай бұрын
Praise God brother Steven ate okuloota nga ovaamu omusaayi mungi munyindo. kuba nze naloota nga gunvaamu mungi ate ngatelulina ssente naye omwami wange nantwala mudwaliro ngagamba nti kasita tulina omusawo atukolako anatubanja.thanks
@MuwaguziJanet
@MuwaguziJanet 7 ай бұрын
Webare okuwereza mukama akuwe omukisa
@NakimuliZamu
@NakimuliZamu 7 ай бұрын
praise God Bro steven nze naloose nga my old friend nga nkuba empiso ya family planning ku lubuto,ekilala naloose ex wange gwe nazalamu abaana nga banoonya ne mukazi we gwe yawasa kati ngabamba mbu nze natwala omukisa gwabwe bo tebasigaza kantu kona omukazi nayagala okuyomba nange nze sayombye kubanga namugambye nti nze nalokoka
@user-Sanyu6ys6tt2b
@user-Sanyu6ys6tt2b 7 ай бұрын
Yesu yebazibwe bro Steven nze naroose nga yesu ananza abantu ebigere nabaana kyoka omwana nakola obumbi nemukumba engolo nemutwala omulongosa nanze agenze nemunonya kyoka nedamba nga ndi bwereere mukifumba wasi nga ndi mukasikati kampi ne bayika oluvanyuma nenyabala YESU najira mukire nananze ebigere ne face ne ngaro nemugamba nti omutwe sikwata nananza ngedda kitegezaki bambi bro Steven ekyokubiiri musumba Tom nga alina eduka edene naye nga liri busy nyo nga waliwo anavumbuka bangi
@Jembaaangel271
@Jembaaangel271 7 ай бұрын
Praise God brother Steven Thank you so much 🥰🥰 Kuba nze naroota nga ndi mu church nambuulila enjili nagenda okulaba ngenze mu period nesaba kobanange alesu nebikeko nebakanyoma nennzuuluka ewaka 😢😢😢
@AdrineKajumba
@AdrineKajumba 7 ай бұрын
More blessings brother
@muwongezaharah7426
@muwongezaharah7426 7 ай бұрын
Brother thanks kubanga nange ebisera ebimu kibadde kijja
@asiimweanna3543
@asiimweanna3543 7 ай бұрын
Thanks brother. Eeh God deliver us 😢 Jesus Christ 🤔
@nakasiSumiah
@nakasiSumiah 7 ай бұрын
Praise God brother Steven nze ndota nnyo ngandaba ndimubantu banji ngatuli mukusaba naye ngabanondayo okuyimba ngansinza nebajawo abade kukituti mbutamanyi nentandika okusinza nendaba ngabantu bona basinzanyo mumwoyo, naye ndinomusajja musiiramu sigenda muchurch nsaba munkukutu naye mpuliriza radio ya pr Tom, 2 ntota ngandaba omusumba ompa omulimu gwakutunda mere ekampala mbera busunjju. Webalenyo brother Steven okutusomesa mukama akwongere ekisa.
@KarungiResty-xh1sl
@KarungiResty-xh1sl 7 ай бұрын
Yesu yebazibwe Musumba.naloose nga ngenda mu saalooni nentuka kusaluuni nga ebiviri nbyerabide waka.kitegezaki dear.God bless you
@TeddyAliguma
@TeddyAliguma 7 ай бұрын
Yesu yebazibwe okuloota ngamuntu akuwa enyama ate ngalikunya ngolabiladala private parts ze what does it mean it's now 3times.thesame Person
@Rose-cz6qu
@Rose-cz6qu 7 ай бұрын
The second dream I had when i was asking for more books from my dad then my step mum said how come ur books are already occupied and yet ur young brothers still have theirs I was only remaining with 96 pages book and yet I wanted the 4 quires book then after she gave me and I woke up , blessings follow u
@ainesther22
@ainesther22 7 ай бұрын
Well. Done brother mukama akwongere amaanyi❤❤you have equipped us with knowledge
@BabiryeHarriet-qu3pv
@BabiryeHarriet-qu3pv 7 ай бұрын
Praise God bro Steven,nze naloose nga tulinawetwabade nabantu abalala nga tulimukuzimba ekizimbe ,naye wabadewo omuvubula nankwana nayenga ayogeza bukakamu era nga musanyufunyo,awo Nampa obupapula obwomutwalo mutwalo 3 era nakebiri 1,era nakenkumi ebiri 1 era nakolukumi kamu,awo olwamaze yabade nekasoli omufumbe namenyerako,Kati nabade ndi mulya neneelaba nga nina omuwala gwenabade naye nga wamyakangakumi nemuwako kasooli,olwamaze nga ninos nenkyusa engoye nenyambala engoye endala nengato nga za nevy blue naye nemubuliwo mbilina. Nabade nakasimbula nzire ewaka enjagala okukyusa sente zebampade nziteke mukifo ekirara,nendaba nga nabade nebitabo mungalo era nga mweziri,Kati nensoka nenzijamu akebiri,nakenkumi ebiri,nakolukumi nembusa mungato Kati nenonya obwomutwalo ngatebulabika naye ngamundamunze ngangambanti buli mubitabomwo, nabade nkyanonya omuvubuka oyo yabade nemune ngabantude kukizimbe kyetwabade tuzimba nga kili ku all plate , nempita erinya mudobozi esenenkerevu era nga musanyufunyo nangamba mpuliraaaaaa,era nangamba nti nkwongere kasooli nemugamba nti ye ,namenyamu era namukasuka nemubaka nangamba nti ebyo byonomanyirako ntindimutufu. Please Bambi help me Papa.
@VeronicaNakato-qo5lc
@VeronicaNakato-qo5lc 7 ай бұрын
Praise the Lord brotherly
@BirungiMeronisha
@BirungiMeronisha 7 ай бұрын
Mukama yebazibwe bro steven ..Naloose nga waliyo guy anjagala naye nga waliwo mikwano njange ejinjogerera nga ndirubyuto lwa musajja oyo nga alina emotooka bbiri naye guy teyanjiye nalondawo nze era nabaswaza netugenda ..kitegeza kyi
@Jacqueline22443
@Jacqueline22443 7 ай бұрын
Thank you so much for the counselling may God bless you
@christinenakibule-tu8gl
@christinenakibule-tu8gl 7 ай бұрын
Brother steven praise God, nze naloota nga ndimu uganda mu kifo ekimu mbu nga nzirayo kampala mbu nga nina ansasulidde buli kimu nfa tugendera munyonyi era nekka nziramu okuwulira nga tugeenda nga yewuunzise but munze nga nkimanyi munda muli nti kati eyambuka but munze nga sagala tunila bweri nti nga bwesisigirinya ngako nyinza okwatibwa ensisi naye nga tugenda ku Entebbe airport then tulyoke tufune tax ezitutuusa e kampala kitegeezaki ekampala.
@naluyimaflorence
@naluyimaflorence 7 ай бұрын
Praise God brother Steven webale kuweereza.okuloota color ya Pink abo dress ngabakyimpadde nyambale,ngende ninye enyonyi Nabadde visa mukama akuwe omukisa 🙏🙏🙏
@bleesedjocil
@bleesedjocil 7 ай бұрын
Praise God brother Steven and all members
@estheriahshak3499
@estheriahshak3499 4 ай бұрын
Thanks dia Last month i dreamt about it when iam in periods after 2 days and i saw them Oh God heal from mudibo🔥🔥🔥🔥🔥🔥 mulinya lya yesu
@OliviaKhan-p6e
@OliviaKhan-p6e 7 ай бұрын
Thank you brother sateven God bless you
@paigefrayer6818
@paigefrayer6818 7 ай бұрын
Praise God brother Steven I dreamt when I was in the bus going to town but it was at night then a thief came and stole my boyfriends phone he loved and entrusted me with along with my wallet then I was with my mother and she told me that am so careless
@PrincesuncityKazinro
@PrincesuncityKazinro 7 ай бұрын
Okulota NGA basala garlic 🧄 nebamumpa muyise mumaso gange nabade sigamu newavaayo omusajja nagamba totekamu nze netekamu nemuggamba amaso gabade ngasiwa nganina amabwa Kati ndi bulungyi nanyiga Nagenda mutoye . praise God bro
@nuwasiimashilaton7138
@nuwasiimashilaton7138 5 ай бұрын
Praise God pastor Steven nalose nga nina number 4 in form of a figure and marks then as i was praying and crying i saw my prayer partner she took me to the prayer mountain and as we were going to pray a man came and told us to first read 1st Peter 5:6-11
@SylviaViavia
@SylviaViavia 7 ай бұрын
😢😢😢😢😢😢brother relo luno nkifunye naye nsose kulota baffu,oluvanyuma nendota nga ntudde ne taata womwana wange nangamba mbu tuludde okwegata😢 namugamba ati wagana okwenenya naye nga ekitanda kwetubadde kikute empupu,oluvanyuma nendota nga genze mu period 😢😢era genze okuzukuka nga ndaba period naye kawula anemeddeko kati omulotera mutaata womwana wange naye twayawukana daaaaaaaaa
@asiimwedina-iw5br
@asiimwedina-iw5br 7 ай бұрын
Webale brother kibade kinsumbuwa
@phionahphionah-ip2fm
@phionahphionah-ip2fm 7 ай бұрын
Praise God brother Steven Lumu nalota nga ndi mu periods nagenda okuzukuka kumakya nga kituffu ndimu periods 2) naloota nga tuli kumbaga nga abagengyi batandise okuyingila mukidala abamu ngabalimu kulya Naye nze salya nagenda okwelaba nga nzena ntobye mumusayi nali nga omukazi owekikulukuto nengamba kangende nabe bwenatuka mutoilet nensanga pads nyingi ngazijude omusayi, nickers zoona musayi, nengoye zoona musayi ngasiyina kyakukozesa ekilala nengede mukasika kukyusa ne nsangayo omukyala ngatudde wenali ngenda kukyusiza nemubuza wano okolawoki nasilika busilisi awo nengenda nzena nga sikati yoona musayi newabawo omuwala Nampa amaazi nenaba😢😢 Nava mukirooto nga mu lower abdomen nga wanuma nyo
@Vali633
@Vali633 7 ай бұрын
Nze mbuza lwaki buli bwebera nga enkya nangenda mu periods ndota kawula ate mbera silaba muntu yena wabula mpurila ndi mukunyumirwa but sometimes I call jesus then I weakup May God bless you all
@JaneetJaneet-t2r
@JaneetJaneet-t2r 7 ай бұрын
Praise God brother Steven, webale kuwereza ndota nyo nganzize mukyalo wenakulira ngandimukasoli, ngandaba amenvu ebibalaa fruit's what does it mean brother Steven please nziramuko wakiri kuluno 🙏🙏, mukama akuwe omukisa
@NamiiroViola-vc7zy
@NamiiroViola-vc7zy 7 ай бұрын
God bless brother Steven
@MulungiPrice-j5u
@MulungiPrice-j5u 3 ай бұрын
Br steven praise God ndotta ndi mukiyigo nga ngenda kunaba naye before nga sinaba kunaba nensoka nkola pupu mukiyigo negamba kasita ngenda kumala nongosewo ndyoke nabe kitegezaki taata
@charlotteatuhaire4807
@charlotteatuhaire4807 6 ай бұрын
Im here coz i got adream last night when am in my menses and however much i put apad blood keeps passing through . Lord God cleanse me from the spirt of marrige failure. I rebuke and cast out every spirit of witchcraft against my marriage life,my relationship,my children in the name of Jesus . Amen. Im free in jesus name
@NandhegoSumaya
@NandhegoSumaya Ай бұрын
Okuloota nga olya amenvu
@Becky256-cm3nu
@Becky256-cm3nu 7 ай бұрын
Thank you brother Steven
@kyalimparose-p5g
@kyalimparose-p5g 7 ай бұрын
Kasegu omuziimu baguyita kasegu,broz webare kutuwelezza
@KWAGASHARON-x3l
@KWAGASHARON-x3l 3 ай бұрын
Blessings 🙏🙏🙏🙏 bro 🙏🙏
@christinenantaba6496
@christinenantaba6496 7 ай бұрын
Blessings bro
@josieworth249
@josieworth249 19 күн бұрын
Thank you so much brother Steven. God bless you
@getrude-m9s
@getrude-m9s 7 ай бұрын
Thanks you so much
@DoreenTsemoyi
@DoreenTsemoyi 7 ай бұрын
🔥🔥🔥
@MwondhaJulius-gx1tl
@MwondhaJulius-gx1tl 7 ай бұрын
God bless🙏 you
@kabasinguzinoridah5612
@kabasinguzinoridah5612 7 ай бұрын
Nesanga Nina pad NGA ejufen ND I ask mi self iiii sinabakyusa pd all the day ,more times dreaming it n I prayed ND fast 2 n I drmt while am in pipo about said to gals ,tell ds gl to go n cln her self,wn I looked on mi self even I found drops on mi skirt😢😢ND went to da bathroom ND cleaned mi self all girls were saying aaa don't use mi soap,after all went ND I looked above in da bathroom nd saw asop n clned MI self,can I say dat iwas delivered from it or coz snse dat dream hav never seen another,bambi inform me🙏🙏
@kataike-elesi9648
@kataike-elesi9648 3 ай бұрын
Webalenyooo bambi mukama akuwe omusika ogwananyii
@NAYEBAREEVAS-yo6ei
@NAYEBAREEVAS-yo6ei 5 ай бұрын
Much appreciated brother Steven
@kamumusiimesophie3372
@kamumusiimesophie3372 7 ай бұрын
Praise God brother Steven I dream nga turi mukyiyungu with my sister kati sister wange nagamba maama mbu wama mummy Promise teyatugamba nti omudibo gwamuvako my mum said yes but those days nali nsabanyo ngankabira 😢mukama ansumurure mumudibo what's mean thanks daddy chosen and say hi 👋 to mom chosen
@TeddySham
@TeddySham 7 ай бұрын
Thank you so much but this dream it was too much for me😢
@JoanLinda-g8d
@JoanLinda-g8d 4 ай бұрын
Praise God bro.Steven,nze naloota nga ndi mi periods naye ngate waliwo ekisajja ekikozesa
@kyosiimireevalyne3858
@kyosiimireevalyne3858 6 ай бұрын
God bless you bro
@NaavaFlavia-l4r
@NaavaFlavia-l4r 6 ай бұрын
Praise God bro am tired of that dream in my life and single I always dream periods but let me ask the Holy Spirit
@muwanquzziloy2257
@muwanquzziloy2257 6 ай бұрын
Nze nalose ,NGA,amasuka gange,Gali. Wamu ,nengoye zebagye ,kumufu ngazetabise wamu
@NansubugaJovia-v8y
@NansubugaJovia-v8y Ай бұрын
Praise God brother pr Steven nze naloose nga nsaze two man nga babulila ejjiri naye nga okusabila nga oyiina akatabala aka white ela obatoyina bakakuwa naye nesebela ndabe mu mutima ne ngaba bano baffele kati nebasaba nebagwawo me when am their still standing, there for one man give me to eat ne ngana to eat and i some fruits make one man to eat and false to eat and i tell him if you have false help me and we make that one to eat those fruits therefore helps me to feed him by force, therefore eat all after that man eat he starts talking louder that am going to kill you me i ran when is coming after me naye i stand and i say God gave me power and i start beating him when am speaking in tongues their for the man stops coming after me ate nagamba omusajja omulala nti tumusitule tumutwale jjemubela ne sanga nga bali mukajjumba akabii mune namu bath naye nangaba nti nga tokyasaba nga luli nemugamba nti jagala kusaba nga omusuba oyo yali mussajja e mutudwe nkoye okusaba nga pr oyo yali mukaazi elanga naye wa mutudwe church or means what pr Steven
@BetterGorrete
@BetterGorrete 7 ай бұрын
Mukama yebazibwe brother Steven nze naloota ndi wakati mumuga ogukulukuta naye nganvamu omusayi ngagukulukuta gugenda mumazi ate ngandaba mukwano gwange nga ali lubuto kyenva mpulira eddoobozi nga bogera nga bagamba olaba abo ewabwe balinanga byebakola ebyedda ba jjajjabe awo kyenva nddaba nga ndi kulusozi naye nga waliwo ekyalikilumba oyo mukwano gwange bwenagezako oku kigoba nekimbukila nga kyagala kunuma nenwananakyo nga kyassamye kyagala kunuma nga kilinga empologoma ate kilinga embwa ento kyenategela mu kirooto nga kilinga ewabwe waa mukwano gwange edda babiwanga saddaka naye ate nebuza oli yali alilubuto ate nganzenyimiridde mumuga ogukulukuta nganvamu omusayi amazi galigatukula nga simakyafu naye nga ogwo omugga guli eyo mu kibira ki tegezaki brother Steven mukama akuwe omukisa
@Nakatoeesther
@Nakatoeesther 7 ай бұрын
Ate okulota nga olwana ne mpologoma
@kiraboprofit
@kiraboprofit 6 ай бұрын
Mukama akuwe omukisa bambi
@user-madrinew5nd
@user-madrinew5nd 7 ай бұрын
Praise God brother Steven and Thanks for the great work done. May God bless you 🙏🙏🙏🙏
@OronoPraise
@OronoPraise 7 ай бұрын
Praise God bro Steven Nze I had a dream nga me with my sister we went to the shop to buy pads .we had 5k and we bought pads for 3500 and were given the change of 1500k then the next morning I got my periods but when I called my sister she told me she didn't see hers😢
@Rosettna
@Rosettna 7 ай бұрын
Bro thanks for ministering, naloose nga waliwo omuntu gwendi naye ku kasozi(hill) nga wetuli waliwo endiga enene emyufu nga bagisibye ku muguwa ,sikukira kyetwabadde tukola but the sheep seemed friendly to this other lady that I was with, bwetwatuse okuvayo,oli munange nakirira,nze nenonya wempita nga siraba wo nga buli wamu ndaba wawanvu ,endiga nelyoka ejja nga engoba naye nga tentukako nga omuguwa gukoma,nange kyenavudde mbaka omuguwa gwayo,nenewunira ko nembuka nengwa banange webabadde,then this other lady told me mbu Rosette ekyo kyoze nkwaso egenda kunonya paka,nentandika okudukaa nasibadde ku maka agamu nenzigula wo nenyingira nenetondera abaliwo nembasaba mpite wo ko,nasibidde mu toyi nenekweka .
@UafHdj
@UafHdj 3 ай бұрын
Thank you brother for this dream
@MuwanguziBettina
@MuwanguziBettina 7 ай бұрын
Thxs so much dear brother Steven
@belindawanaziz5931
@belindawanaziz5931 7 ай бұрын
Praise God Bro.Steven my friend dreamt this dreams. 1👉She dreamt that she was in marriage with other two women. 2👉And another one that she were with a man at home then mbu someone committed a crime and he said that an angel of God ordered to cut someone's head Incase she does such a crime and then he cut off that person's head. Thanks 🙏🙏God bless you.
@millicentdisupacent2567
@millicentdisupacent2567 7 ай бұрын
Kitegezaki okulota ngawerumika
@ZainabZainab-qd9kw
@ZainabZainab-qd9kw 7 ай бұрын
Thanx brother steve
@KyomuhendoPhionah-o2l
@KyomuhendoPhionah-o2l 7 ай бұрын
Praise God brother Steven mukama akuhe omugisa ❤naloose ndaba ebifanani bya my aunt tulaba ebintundu byekyame 😢nze na boss wange nazukuse nyaka nyo 😢
@Rosset488
@Rosset488 7 ай бұрын
Dear kuba omusambwa gwa gyezebeli nekirara kirabika olaba nyo film ezobisegu
@KyomuhendoPhionah-o2l
@KyomuhendoPhionah-o2l 7 ай бұрын
@@Rosset488 mukama akuhe omugisa dear ❤️❤️
@user-pz5cf7dy2g
@user-pz5cf7dy2g 7 ай бұрын
Amangi ngategezaki
@solomenamatovu1963
@solomenamatovu1963 2 ай бұрын
Dream fire wood
@IreneNakaaki-pe8py
@IreneNakaaki-pe8py 7 ай бұрын
Okuloota ebikajjo kati 2 times but I was fasting and praying for cleanse my heart,first I dream wen I was in village then my sister told u say goodbye to me, I said to her I did but the plantation was full of sugar canes after I wash utensils in that plantation, second I dream wen I'm taking it .I'm in Saudi thanks
@amilet4596
@amilet4596 7 ай бұрын
𝙀𝙗𝙞𝙠𝙖𝙟𝙟𝙤 𝙠𝙮𝙞𝙩𝙚𝙜𝙚𝙯𝙖 𝙤𝙠𝙨𝙞𝙞𝙗𝙖 𝙙𝙧𝙮
@IreneNakaaki-pe8py
@IreneNakaaki-pe8py 7 ай бұрын
@amilet4596 I'm fasting crying out to the lord for spirit of rejection
@TumusiimeCarolyn
@TumusiimeCarolyn 7 ай бұрын
Kyogereko nange am fasting kyoka I dreamt eating them my bosses were eating then they were sharing with me kyoka in reality am fasting
@TheChosenGeneration1
@TheChosenGeneration1 7 ай бұрын
God is showing you the current situation of your fasting dia
@KatusabeScovia-md7uc
@KatusabeScovia-md7uc 7 ай бұрын
😊​
@Rose-cz6qu
@Rose-cz6qu 7 ай бұрын
Praise God bro Steve I had a dream when my ex husband was introducing but in real life da intro was done in Dec and opposite the party there was a market a friend of mine said rose come I buy something for u she bought me a new skirt and the crocs (crafts) I was wearing were too small as in nga zinyiga then I selected for my dota too but for my dota had a hole ( burnt by fire) am in 40days of praying and fasting, I was praying for marriage, be blessed
COFFEE HEROES - Uganda
5:29
IDH Transforming Markets
Рет қаралды 102 М.
OKULOOTA NGA OLINYA OLUSOZI KITEGEZA KI By Brother Steven
17:31
THE CHOSEN GENERATION
Рет қаралды 887
She made herself an ear of corn from his marmalade candies🌽🌽🌽
00:38
Valja & Maxim Family
Рет қаралды 16 МЛН
Мясо вегана? 🧐 @Whatthefshow
01:01
История одного вокалиста
Рет қаралды 7 МЛН
Правильный подход к детям
00:18
Beatrise
Рет қаралды 9 МЛН
Neighbour SN2 Episode103
22:10
TRUST FILMS
Рет қаралды 9 М.
OKULOOTA NGA OLIMA kitegezaki by Brother Steven
19:29
THE CHOSEN GENERATION
Рет қаралды 5 М.
OKULOOTA NGA BAKUWA SENTE  By Brother Steven
18:02
THE CHOSEN GENERATION
Рет қаралды 52 М.
OKULOOTA NGA ODDA KUSOMERO KITEGEZAKI BY Brother Steven
19:13
THE CHOSEN GENERATION
Рет қаралды 4 М.
MCF: FRIDAY DELIVERANCE SERVICE | PS. TOM B. MUGERWA | DELIVERANCE FROM CURSES
4:56:47
Mutundwe Christian Fellowship
Рет қаралды 47 М.
Yigga OKUSIIBA okutufuu (How to fast) by Brother Steven
36:03
THE CHOSEN GENERATION
Рет қаралды 13 М.
OKULOOTA NGA OLYA FFENE kitegezaki By Brother Steven
16:44
THE CHOSEN GENERATION
Рет қаралды 9 М.
OKULOOTA NGA OSALA OBA OKUSIBA ENVIRI By Brother Steven
16:07
THE CHOSEN GENERATION
Рет қаралды 10 М.
Luxury Episode 7
24:10
L.M. FILMS
Рет қаралды 12 М.
She made herself an ear of corn from his marmalade candies🌽🌽🌽
00:38
Valja & Maxim Family
Рет қаралды 16 МЛН