Рет қаралды 6,615
Abatuuze b’e Mbale olwaleero balidde matereke n’aba poliisi bwe bakedde okwekalaakasa nga bawakanya ekya munisipaali yabwe okuba nga teri mwezo ezigenda okufuulibwa ebibuga mu kkowe erisooka .
Mu ngeri y’emu waliwo ababaka ba palamenti abakiikidde gavumenti ensingo nga bagamba nti nabo munisipaali zabwe gyebava zirina ebisanyizo ebizifuula ebibuga kyoka nga bakyewuunya engeri gavumenti gyeyasazewo obutazifaako .
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda