Omukyala yenna asuubira okunoba wulira bino, abasajja nammwe mutege amatu.

  Рет қаралды 4,690

BBS TEREFAYINA

BBS TEREFAYINA

Күн бұрын

Пікірлер
@apolokaggwa6521
@apolokaggwa6521 6 ай бұрын
Bannyabo, okuzaala omwana omuwala oba omulenzi musajja yasalawo so si mukyala. Abasajja tulina enkwaso ensajja n'enkazi; so nga amagi g'omukyala galimu enkwaso bbiri zokka nga naye zombi nkazi. Omwana omuwala ava ku nkwaso enkazi ey'omusajja okukwatagana n'emu ku nkwaso enkazi ey'omukyala; so nga omwana omulenzi ava ku nkwaso ensajja ey'omusajja okukwatagana n'emu ku nkwaso ebbiri ez'omukyala. N'olwekyo omukyala okuzaala abaana abalenzi bokka buli adda ku munne, abawala ne bamulema okuzaala teguba musango gwa mukyala n'akamu n'akatono. Olw'ensonga nti omukyala si yaasalawo mwanaki gwanaazaala olwokuba aba n'enkwaso zombi nga nkazi. Ate era omukyala okuzaala abaana abawala bokka buli adda ku munne, abalenzi ne bamulema okuzaala teguba musango gwa mukyala n'akamu n'akatono. Olw'ensonga nti omukyala si yaasalawo mwanaki gwanaazaala olwokuba n'enkwaso zombi nga nkazi. N'olwekyo enkwaso ensajja n'ekwaso enkazi mwe muva omwana omulenzi, so nga enkwaso zombi nga nkazi mwe muva omwana omuwala. Edda abasajja baagobanga abakyala oba n'okubatta nga balemeddwa okuzaala omwana ow'obulenzi oba ow'obuwala omusajja baaba ayagadde, kyokka ekyo baakikolanga lwa butamanya. Abafumbo abasinga bemmanyi baagala abaana abawala n'abalenzi. Naye Mukama y'agaba. Teebereza nti eriyo abasajja n'abakyala abatasobola kuzaala n'akamu. Guba mukisa gwa Mukama, oli ne bwaba nga azadde bawala bokka oba balenzi bokka. Kisinga okuba omugumba.
@nsubugawilliam-mj2nh
@nsubugawilliam-mj2nh 7 ай бұрын
Banaye mujje Tudde eri yesu ..
@mwesigwaneriah
@mwesigwaneriah 7 ай бұрын
Bino byonna Yesu abiwangula
@nsubugawilliam-mj2nh
@nsubugawilliam-mj2nh 7 ай бұрын
@@mwesigwaneriah amiina
@NAKAYIIRASharon-sx5uv
@NAKAYIIRASharon-sx5uv 7 ай бұрын
Ekizibu omusajja bwazaala ebweru kiriza oba gaana ebintu binji bikyukaamu ewaka😞😞
@jaseminephat4953
@jaseminephat4953 7 ай бұрын
Bikyuka but trick not to focus on it because those women who give birth to kids with married men most times have hidden agendas once a main woman gives it attention side chic abera akumaze
@nakabuyesharifahnjuba7145
@nakabuyesharifahnjuba7145 7 ай бұрын
Wamma jose abelwengo jetuli bangi bby 😂😂😂
@user-jq8fk9mn3qlillian
@user-jq8fk9mn3qlillian 7 ай бұрын
Nabatanzi bani bowa amangezi mpozi?
@nakabuyesharifahnjuba7145
@nakabuyesharifahnjuba7145 7 ай бұрын
My og Joslyne banange am so happy to see u dia
@sylviakayiira3156
@sylviakayiira3156 7 ай бұрын
Bamada temwegumya namwe babatugeyeza muyomba temubawa time muli bakyaffu nebusigadde ate bakyala bakulu mulekere awo okunonyereza ba sajja bamwe bebabera baganzizako kubba bwonumba obera onsubira kudizaki
@FatumahMorah
@FatumahMorah 7 ай бұрын
Dianah😍😍😍
@JoanNina-eh8wl
@JoanNina-eh8wl 7 ай бұрын
Haffy 🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣🗣
@nakabuyesharifahnjuba7145
@nakabuyesharifahnjuba7145 7 ай бұрын
Joslyne mwaana wattu kankumbulire abakyaala abakulu bakisusa nyoo nokunonyereza ebitabakwatako, atte omwami yona yabeera , bulyomu amuyita mwami wange, no matter oba oli mukyala makulu oba mukyala muto , so sisobola kubeera naye nengamba mbu mwami wagundi , era bweba muyina ngamba nti mwami wange nga naawe bwabera ewuwo nomuyita mwami wo
@stellahangellah6021
@stellahangellah6021 7 ай бұрын
Haffy i miss you
@AidahNansubugasalama
@AidahNansubugasalama 7 ай бұрын
Naye okuzaala ebweri nayo issue banange do you think men are enough for every woman.banange oyo yekka gwebakuza nga kitaawe tawasizako nga nemukika teli yadde yali azzadde bweeru awo jifuule nsonga . actually men should marry more than two women if he has the potential
@nakabuyesharifahnjuba7145
@nakabuyesharifahnjuba7145 7 ай бұрын
Thanks dia 😘 ago simawulire mbu omusajja yawasiza omukyala owokubiri oba yazadde
@AidahNansubugasalama
@AidahNansubugasalama 7 ай бұрын
@@nakabuyesharifahnjuba7145 yes it isn't
@docusalinanye3916
@docusalinanye3916 7 ай бұрын
Where's haffy
@cissyali3422
@cissyali3422 7 ай бұрын
Me a show with out Haffy embowa
@MrFrankiepoo
@MrFrankiepoo 7 ай бұрын
Abaganda mwasanawo dda nnnyooooo, ggwe linda era towewunya nga mubanga eritali lyawala nnyo ku program eno bajja kuba bakozesa Kinyarwanda. Ggwe tekawo abiri nanti kati mwe musobola bwa Kadama. Abatusi tulabe dduka, we're very calculative😂😂
@2jukojohn
@2jukojohn 7 ай бұрын
Please lekalawo ebyekigwagwa! Lwaki olondoola mawanga so si nkola ya mirimu
@nantumeshadia28
@nantumeshadia28 7 ай бұрын
Kale nomutunulila twasaanawo gwe olaba fetwogela nimi zamwe .mukyelabila nyoo gyemwaava nenimizamwe anti mugyakwogela lwaffe 😎😎😎😎😎😎😎😎
@namusweshamimu8449
@namusweshamimu8449 7 ай бұрын
X has really explained well😂
@lennie007
@lennie007 7 ай бұрын
Give Xcy a chair next time
@gift2362
@gift2362 7 ай бұрын
Okitegera
@wamtecmediaofficial1660
@wamtecmediaofficial1660 7 ай бұрын
Most cases women refuse to do their bed room matters then that forces you to go out. Awo nekitwatirayo
@nakabuyesharifahnjuba7145
@nakabuyesharifahnjuba7145 7 ай бұрын
Olaba Nabakyaala bazaala ebweru mbu atte omusajja😂😂😂nze ndowooza omukyala omuto nomukyala omukulu ffena twerespectinge kuba eyakuwasa atte nange yeyankwana which means nti nange nsobola okubera omukyaala, coz naawe watandikira mu girl friend oba mu relationship into legal marriage, so stop calling your fellow woman mbu oyo malaaya , nga naawe basoka kukukwana nga nze bwebankwana
@robinaluwedde2009
@robinaluwedde2009 7 ай бұрын
Buli mukazi number biri abera kikizesebwa nga toilet zomukibuga
@nakabuyesharifahnjuba7145
@nakabuyesharifahnjuba7145 7 ай бұрын
@@robinaluwedde2009 hahaha 😆 mpaka kuwulira bubi
VIP ACCESS
00:47
Natan por Aí
Рет қаралды 30 МЛН
Beat Ronaldo, Win $1,000,000
22:45
MrBeast
Рет қаралды 158 МЛН
The evil clown plays a prank on the angel
00:39
超人夫妇
Рет қаралды 53 МЛН
99.9% IMPOSSIBLE
00:24
STORROR
Рет қаралды 31 МЛН
GWE AGENDA E CANADA WULIRA BINO BIKUBEEREMU
1:03:37
Gossip Live
Рет қаралды 25 М.
Goberera bino wewale omwagalwa wo okukubuuza kyomugattako.#Kasukaali
24:40
#Kasukaali | Wandikomyewa okutamiira omuntu mu by'omukwano? - Part 1
20:05
VIP ACCESS
00:47
Natan por Aí
Рет қаралды 30 МЛН