Solomon Kaweesa ffe we're only waiting for" CONTENT." Bring such like Omulangira Nakibinge Kimbugwe, and this channel will flourish. Omulangira Nakibinge, please continue Buganda/Uganda abamanyi nabatamanyi tulimabegawo. Katonda ne ba Jaaja ffe bakuume.
@KugonzaJudith-v5r5 ай бұрын
Thank you for bringing that Man mulangira I like him ❤❤
Wewaawo mulangira bweza nyo bweza dala atenderezebwe nga agulumizibwe nga awebwe ekitibwa, amawanga gona gamusinze nga munimi zago nebuwangiro bwago nga weyatekateka kibeere nga wewaawo era nga dala wewaawo
@mboozihindu14195 ай бұрын
I have been waiting for omulangira 🙏🙏🤝🏻🤝🏻
@catherinenantege11144 ай бұрын
Hi solomon kindly tell mulangila to send obubaka bwa Mumbejja e sisa as he has promised. We r still waiting
@frednfuko75085 ай бұрын
Twebazza nnyo omulangila Oyo kubyayigirizza ela mukomyewo tweyongere okuyiga.
@muzawulageofrey57645 ай бұрын
Solomon empewo zigenda kulonda bro so weteketeke
@j.knyonyintono.48885 ай бұрын
Producer of this program wetereeze in your style of presentation and questioning
@Shamima-p3s5 ай бұрын
Omulangira mutuyambe Mayiga Atuvire akolagana ne M7 ate nga mulabbe waffe😢Museveni yamba mbu agenda kutusanyawo😢😢
@paulapostle16145 ай бұрын
thanks very much I know what you talk about museveni is the king now but buganda don’t know
Kabaka emikolo tejaakolebwa, era talina bukuumi bwa bajjaja be yadde. Kabaka ali ku Diini era Tatuukilidde kituufu. AMAZIMA GEEGO MUNAATUSONYIWA FFE ABAGANDA ABAMANYI ENSONGA
@KasoujjaSmheavens5 ай бұрын
Yess kitufunyo Enonno nyingi zebasula Naye nga Ekigendereerwa kwari kumumaramu manyi.... that's why they even Took away the Bamboowa , but Bambi ye Teyakyimanya Nti bamumaramu Manyi
@ssentamuzaidi14545 ай бұрын
Abange mazima ddala obukulembeze buva eri mukama katonda owekiitibwa ALLAH tagatwako kintu kirara kyona
@turyahebwahillary26225 ай бұрын
I think we are now on a generation of thought , reasoning and self study.. ... And we are Africans/Alkebulans. Blackfolks... Humanity begins with us.
@nabageserabetty92065 ай бұрын
Nange kabaka mulinako obusungu
@muzamirbaigwitte99595 ай бұрын
Webalitegelera byoyogera nga batuuse mumaaso ga Nanyini nsi eno Omutiibwa Kabaka Bulamu. Bananyini nsi bakwongere Obuwangaazi.
@nassoloharrieet78215 ай бұрын
Mwami Kaweesa ononsonyiwa naye owakanya nyo Mulangila nebinyiiza ela NGA nemweeno pulogulaamu bwookoze
@EsteraMuzeyi5 ай бұрын
Mr solomon you should concentrate on positive comments netugenda mu maaso with spiritual matters obalaata nnyo Mulangira alina bingi byalina okugamba Waliwo wano adept gwetubera naye wano amumanyi bulungi amusisinkana eyo munsi eyo mwoyo Mulangira alina bingi byalina okutuamba
@lwantalenamaalwa53725 ай бұрын
Omulangira, mukama wange yakundaga wegateko mugendo luno nga sinaba nakumanya nti joori, naye olunaku lwe nakulaba ku mukutu guri natya era nenkakasa amanyi gaba jajjaffe. Era enaku biri eziyise mukama wange yesitudde nagenda nawaaba ensongaze eri omukuru era omukuru yamuzeemu nti okusinziira kunsonga zino nga naffe tuziraba katukore kyetulina okukora. Nze nga Lwantale nsaba abantu bakuume nnyo obutonde nadara emigga kubanga emisange, abalongo na baana baabwe banyiivu nnyo kungeri obutonde jebutabangudwaamu.
Understanding is not for all,.. Look at Christians who eat their god(jesus) and drink his blood, but then cry for him to help them... That's how they understand.. . For me I understand what this man is saying. So please everyone here.. Keep respect 🙏🙏
@raskru475 ай бұрын
And may you too respect our GOD, our Lord JESUS, when writing His name
My family members used to hate me when I told them to remove kabaka’s pic in our sitting room 😮I used to tell them that mutebi is not a king 🤴 coz of the way he left us to suffer as bagandas, ngabatugoba kutaka,killing and abduction of Baganda ngasirise 😢 now in recent video he came out and supported mayiga 😅😅the guy who has sold everything of buganda😅😅 At the end U will all know that M7 and Mutebi bebamu
Which Cultural Leader is truly speaking and opposing NRM?? Let's not act like you dnt live in Uganda and dnt know what's going on. Nakibinge my brother and name sake asukawo bse obukyayi bungi. So are you claiming to be the King???
By the way I believe in omulangira era I've hope in him, I pray that Bobi Wine meets him one day to get some guidance so that tuwone omunalwanda,omumpembe etc njogera ku Mu7.
@hopemukiisa27325 ай бұрын
Ono yaze Kuba bulango bwaba pastor! byayogela bilinga ebyo muvubuka gwebali basibwe🤔🤔🤔
@MusilikPeoplez5 ай бұрын
oyo omulangira muweera ddala ekitiibwa ekyama,nyi wano mu buganda ne uganda yonna
Wetuli. Omulangira pastor kakwerege yamutongoza dda era yagya okusumba mu nyumba yamukama ggaggadde eyemyaliiro essattu eyitibwa kiwumulo ngeliko obubunero obusattu emunyenye omwezi ne nsuwa
@ggayigeorge51415 ай бұрын
Omulangira Nakibinge byayogeera bituufu
@theresenabachwa2065 ай бұрын
Ssebo mulangira obusungu bwona obungi bwolina kumugandawo kabaka kumyaka gyolina musonyiwe tomuvola bwotyo ekiffo kyalimu teyetekako yeka te yagya na mundu ate muganda wo ssebo sonyiwa
@KabusiRajab5 ай бұрын
Webale kutuletera mulangira. Mwebale kutusomesa
@nyakaturaphiloannette10165 ай бұрын
Omutesitesi after break nga siraba ekidako part 2 after the break 😢😢😢
@flon17395 ай бұрын
Solomon, pay attention to spiritual things.❤
@KasomaTimothy5 ай бұрын
Muzei Nakibinge byoyogerako mbimanyi era bituufu... Webale nyo
Nasuuna nga olina obusungu bungi kiki??? Ekikulu 👑Nakibinge kyaali kati kyeekyo he is a level 10,000 higher era tewali asobola kukyuusa ekyo kyaali Kale nebomuvuma Muwalane kola kyona kyoyagala naye bambi yalabila awo nti ali special Mutebi gwotinkiza naye omuganda siyayononye ensi yaffe Ddamu ku magezi ofumitilize
Ono naye 1% correct how u can say mbu ba pastors mbu Asiimwe and majeri mbu basambira ate gwe alina emisabwa😮Nooo Ofuse mufera boss.
@dornamatovu5885 ай бұрын
Ekikulu okumala gabukila bintu nga tofumitiliza mbu naawe you are commenting Any way 👑 Nakibinge abalina obwongo obuli sharp era abafumitiluza oba bayite critical thinkers and analysts fe tutegeera byayogerako Mwattu no pastor Asiimwe akwatagana bulungi nnyo ne 👑Nakibinge era buli omu akiliruza mumune Era bombi bogera mazima
@sewaeric5 ай бұрын
Mwami mulangila alina essomelo ?
@lusibahusin65205 ай бұрын
Wolokoso program bibowa
@okiyimbahenry5155 ай бұрын
But solomon nawe lwaki ojja omulangira kumulamwa. Silikako for 10mins atleast tunyonyoke ensonga
Solomon webale nyo okutuleetera omulangira. Nsaba omutubuuluze oba kabaka Tauta gweyayogetako abalala gwebayita Thoth gwetusoma mu Emerald tablets.
@victorkimbugwe57265 ай бұрын
MUGANDAWANGE ONO MWAGALA NNYO ELA NJAGALA KUMULABAKO BWEKIBA KISOBOKA.
@henrylubwama68425 ай бұрын
Ono Solomon naye akoya bukoya
@NakawesaAgnes-wf9mg5 ай бұрын
Soka oteke obusungu wabali tununule egwanga
@dornamatovu5885 ай бұрын
Mukwano bwolaba ebintu bwebiri mu Buganda ejoogo no kusanyaawo ebintu byafe ebyenono ne nsozi under mutebi’s watch nange ndi munyiivu nga Omuganda alumirwa ensi yange
Nasuuna Lekerawo okwewebuula Nokwolesa obutategeera Okubeera omu nyarwanda Sinsonga ekikulu 👑Nakibinge omu nyarwanda Ayagala nnyo Buganda era alumirirwa abaganda mutebi batafudeeko nasanyaayo ensi yaabwe Kale gwe oli muganda wawa atasobola kusengeja na kufumitiriza Nange from today I’m team 👑Nakibinge era ndi munyarwanda ayagaliza Buganda na baganda emirembe ne ssanyu Kankusabile ove mubuwunike mutebi bweyabatekamu ofune kumagezi amatono tono Good luck with your disrespectful attitude
Kati Ssebo Tusaba okakane tufune oku kkanya tutase KABAKA, solution kati tuyite mubwangu
@nakinaziwa81595 ай бұрын
Yakowoola dda ebekinyomo na be kkobe naye namugamba addize ba jjaja ettaka lye lusiiti
@chenzhenquraish95535 ай бұрын
Mulangira nkwagala nyo gwe anzizamu esuubi
@teddienalongo15935 ай бұрын
Kitufu yakyogera era NE mwami apolo seninde asiba akyogera
@SsemmandawasswaSteven5 ай бұрын
Nali mulutabalo , omusawo yayogela ku buyinza ate yali ava mu bugwanjubwa
@Nakiyingi-rb5bx5 ай бұрын
Ekizibu ekyasenkenya abaganda nebana Ug tetuteesa obutakaanya bwakutusubya biinji abataliteesakonti tokole kino ffena nga tusakimu 🤔🤔 babulile kuvuma nakubogola
@catherinenantege11145 ай бұрын
Abasajja abasulawo obuvunyizibwa bwamwe mwe mwasooka okusobya obuganda! Nebwemunayogela mutya nga temufa ku baana ne family zamwe mumala biseera. Ba jajja banyivu. Start with your family unit then start talking about the bigger picture buganda. Otherwise your wasting your time. It all starts with you period
@LukangaGodfrey-sq8to5 ай бұрын
Tessa
@Rich2135 ай бұрын
Solomon bino ebintu byadala bijemu omusanyo
@AureliaKaitesi5 ай бұрын
Omulagira Nakibinge ayakuyita munyarwanda tobanyigira .Omulagira Nakibinge munange Bwoba errands ogende Congo then you go to bunyoro bwatuka bugangazi obusibire awo obuzinge zinge zinge bwomala ogende mubuganda olwo emikola ogitandike okubuzingira emanju .kubanga tewabuzinga.Ekilala simanyi one Wasiba obusaniko ???The obusanikire. Katusubire onawonya Kabaka.????