Рет қаралды 23,782
Omuyimbi Mozey Radio nga amanya amatuufu ye Moses Ssekibogo, wakuzikibwa ku lw’omukaaga luno e Kagga ,Nakawuka mu distulikiti ye Wakiso .
Radio afudde nkya yaleero ku ddwaliro lya Case mu Kampala gyamaze kumpi wiiki bbiri .
Radio yafuna okulumuzibwa ssabiti bbiri eziyise oluvaanyuma lwebigambibwa nti aliko beyosawagana nabo mu bbaala emu .
Amawulire g’okufa kwe gasombodde abantu okweyiwa ku ddwaliro lya Case okukkasa ebyo byebabadde bawulidde .
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda