Gwe Simo nawe totulekanira 😮 weyogeza tukole tutya tetukiveko??? 😢 Big Eye mumwesonyiwe siyeyasoka era siyeyasembyeyo 😮 Gwe Reighn ekyakukubya kwefula Mawaggali yegwe waligeyeza Big eye??? Wali otunonyako lutaalo walufuna kati tuulako wansi and be your Brothers' keeper!!!! Okay?? Tetukusubira kudamu kutwesiriwalizako 😮 kati wali oyagala ffenna tudde ku Big Eye tunenye??? Oba kyamusala oba tekyamusala we don't care there are so many reasons that might have caused it and you had no reason to make it a big deal!!!!
@HarrietNattembo2 сағат бұрын
Gwe alumiliza nti big eye ekivulu kyamusala yakubideko kusimu ngakusaba obuyambi olega oluwalata olubi nanyini kivulu yagamba tekyamusala ela tayina banja lyona kati gwe osabuka mbu kyamusala omwo mwolabikila omutima omubi nobulogo kantugwe