Рет қаралды 1,994
Stream/Download ChurchBoy EP:
fanlink.to/Chu...
Follow Small Q:
/ smallqmusic
/ smallqmusic
/ smallqmusic
Nanyini mawanga oyo
Muyita defender
Mwana wa Katonda
Mwana wa Katonda
Mwana wa Katonda
Nga nina gwe ntya ani? (Yowh)
Silina mulala you're my darling
Nga nina gwe ntya ani? (I'm Small Q)
Silina mulala you're my darling (ChurchBoy)
Ono simuleka kubanga entalo yazilwanye
Simuleka, yeye yeye
Simuleka mukama yandaga ekiisa nze
Simuleka
Oyo mulamu
Anzililamu
Azukiza ebifude nabiwa obulamu
Oyo mulamu
Anzililamu
Antikula ebizubu nabiwewulamu
Nga nina gwe ntya ani?
Silina mulala you're my darling
Nga nina gwe ntya ani?
Silina mulala you're my darling
Tumutende, Tumutende
Tumutende, Tumutende
Tumutende, Nanyini mawanga oyo
Tumutende, Muyita defender nze
Tumutende, Mwana wa Katonda
Mwana wa Katonda
Mwana wa Katonda
Aah, nga lwaki tomutenda
Mwana gwa ndiga
Mwana wa Katonda, yeah
Nze muyita defender
Nanyini majje
Balabe yabasenda, aah
Akukusa emirembe
Takuganya nakulya membe
Nze yeyampa emirembe
Neyagala nkilako ab'enamirembe, aah
I wanna thank you God
Webale nyo kubanga ompanilide
Tondese kugwawo nze
Nga nina gwe ntya ani?
Silina mulala you're my darling
Nga nina gwe ntya ani?
Silina mulala you're my darling
Tumutende, Tumutende
Tumutende, Tumutende
Tumutende, Nanyini mawanga oyo
Tumutende, Muyita defender nze
Tumutende, Mwana wa Katonda
Tumutende, Mwana wa Katonda
Mwana wa Katonda
Nzijukira nga tukyali eyo wansi kubala
Wandaba nonsitula nembala
Ebibara, kati nange kwengaba
Tumu, Tumu
Yeah, yanjagala nansitula
Nenyimila kati nange ntambula
Amatendo kangawe gwe simulala
Tumu, Tumu
Yeye
I wanna thank you God
Webale nyo kubanga ompanilide
Tondese kugwawo nze
Nga nina gwe ntya ani?
Silina mulala you're my darling
Nga nina gwe ntya ani?
Silina mulala you're my darling
Tumutende, Tumutende
Tumutende, Tumutende
Tumutende, Nanyini mawanga oyo
Tumutende, Muyita defender nze
Tumutende, Mwana wa Katonda
Mwana wa Katonda
Mwana wa Katonda
I wanna thank you God
Webale nyo kubanga ompanilide
Tondese kugwawo nze
#SmallQ #ChurchboyEP #Tumutende
#New #Ugandan #Gosple #Music #2022 #2023