Рет қаралды 10,605
Okuva mu June wa 2022, abagagga ba Russia baatandika okusangibwa nga bafudde mu ngeri eziwuniikiriza. Ky'asooka ne kitwalibwa nga eky'okusaaga okutuusa lwe kyakakasibwa nti wandibaawo abatemula akagenderere. Mu mboozi yaffe, tukuleetedde olukalala lw'abo abazze bafa mu ngeri eriko ebibuuzo.