Literally maama yakuza abaana ba mirundi 3 nga abeemirundi 2 sibabe wow such a sweet moma❤
@afuwahidris1626Ай бұрын
Senga wange yakuzza abaana ba bbawe naye no bali bakuzemuko nga bategeera naye abaana bagala omukazi oli era omu kubbo mugagga nyoo asula muyenga naye yagaana maama we amuzaala omusemberera era ye agamba senga gwamanyi nga maama we era bambi yamukolera ne hijja nga kwotadde nebilungyi bingyi kuba taata wabwe yaffa dda
@babiryesylivia6180Ай бұрын
She's really a sweet step mum♥️♥️♥️♥️oyo mum yewumuzze, let her cool down
@oliveuganda9055Ай бұрын
Okukuza omwana nga sikyangu banange era such step mothers deserves a big seat in heaven ❤❤❤❤ webale maama kuwumuza musajja oyo kuba ekyo kyewakola okulabirira abaana be nga tebajula emeeme ye wagyisanyusa ate nogyiwumuza era mukama akikubalire.❤❤
Fifi I have my step son, he is now 14 yrs, and my boy is 6yrs, But fifi mama womwana tamunonyangako, Yadde nze I take him as my son, but I feel like he misses his mom, bambi kasajja kattu kansasiila, I asked his dad 😢about his baby mama, he said that is not my business 😞 Just the difference is that I treat him as my son, I want him to feel loved 🙏 Iguhe umugisha I wonder a mother who left his baby of 7 months, not even making a phone call to check on him, 😫😫🤔🤔
@AllenKisakyeАй бұрын
Abakyala abamu olemwa oba abaana tebaluma😢😢😢bambi kasajja Kati . webale mukwano
Omwami wange mama we yamulekawo nga wa myaka 4yrs ,she came back when he was 15yrs, okuva awo tebadangamu kumulaba era tebamanyi gyeyalaga ,nagamba omwami wange tunonye nyina yangamba kimu newemusanga nga nvuga emotoka mutomera nemulekawo gasiya😢😢
@lillian7413Ай бұрын
Fiffi thanks for everything bambi we appreciate, naye nsaba ensonga ya Eva tetujivako mukwano tulemereko mpaka nga afunye obwenkanya🙏
@marghrit7393Ай бұрын
naye banange ba maama abamu olemwa 😢
@RebeccaNagawa-tb3unАй бұрын
Oyo ajja nakuloga kyekidaako obasiranya.
@KirabokawesaАй бұрын
Nange omukyala eyandela gwetwala nga mummy wange period