Рет қаралды 11,611
Ensigo y'okwekalakaasa mu Uganda etandikidde ddala okumera. Ennaku zino buli ayagala sukaali ow'e ssente entono agenda ku luguudo ne yekalakaasa. Abasomesa abaagala okwongezebwa omusaala nabo beekalakaasa, kwegamba wamma gwe n'osoberwa.