Рет қаралды 36,256
Abakulembeze babasiraamu mu ggwanga balumbye gavumenti olw’obutakola kimala ku ttemu erigenda mu maaso n’okubakolebwako.
Bano era bategeezezza nti baakweggyako abakuumi ababaweebwa kubanga tebasobola kubawa bukuumi bumala
Bino bibadde mu kusabira munnamagye Sheik Mohammed Kiggundu ku muzikiti e Kibuli nga ono yakubiddwa amasasi agaamuttiddewo ku makya galeero.
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda