Рет қаралды 236,697
Subscribe to catholic song Lyrics👉:bit.ly/3ryxWGr
Subscribe and Follow to other channels👉: linktr.ee/alls...
🎶 Mirembe maria (Lyrics) catholic song lyrics
MIREMBE MARIA LYRICS:
Mirembe Maria nyaffe ajjude neema
Gwe na mukisa mubakazi esi gy’ekoma
Muzadde wa kigambo yesu omulokozi
Mirembe Maria, mirembe
Tutenda Maria nyaffe asinga Eva
Ye namukisa namasole eyasimibwa
Muzadde w’omutonzi atagwa kutendebwa,
Mirembe Maria, Mirembe.
Wankakii we ggulu Maria ayinza ebinene,
Ffe abaana bo tusaasire tukwesiga,
Muzadde wa Katonda nyaffe atasaangika,
Mirembe Maria Mirembe.
Kabaka w’emirembe ffe tuzze gy’oli,
Gwe eyakwasibwa ensi eno n’abaminsani,
Entalo n’entalo ggwe Nnyaffe zituwonye,
Mirembe Maria, Mirembe.
Luliba lukuru naffe lwe tuliwangula,
Ffe abalamazi Mukama natusaasira,
Ffe abaana bo abaganzi Nnyaffe tuwanguze,
Mirembe Maria Mirembe.
Hey there!
If you have any song requests, and business, feel free to message me.
Want any tracks in Lyrics?
►💌☎️Contact me at kizzamubs@gmail.com
#mirembe #mirembemaria #maria #mirembemarianyaffe #catholicsongs #catholicsonglyrics #UGlyrics #Ugandalyrics #catholicsonglyrics