Рет қаралды 10,461
Kimanyiddwa nti buli mukiseera ky’enaku enkulu abantu batambula okudda mubyalo zibasange eyo kino kireetera ebisale by’entambula okwoyongera okuva kumuwendo ogumanyiddwa.
Mumbeera eno nga tuli mubiseera by’enaku tuwayizamu n’abali mumulimu guno okumanya ebisale byebiyimiridde oba n’abasabaze batandise okutambula.
Ate mu bagoba bazi bbaasi paaka ezimu zetusobodde okutuukamu okuli eya Link mukisenyi ne Tausi ewa Bakuli embeera eraga abasaabaze bakyali bamunyoto.