Embeera ye Kimaanya - Kabonera:Abatuuze balumiriza gav’t okubalemeza emabega

  Рет қаралды 4,196

Akawungeezi

Akawungeezi

5 күн бұрын

Abatuuze ku kyalo Kasaali mu division ya Kimaanya-Kabonera mu kibuga Masaka, si basanyufu ne gavumenti nga balumiriza nti y'ebaviiriddeko okusigalira emabega mu by'enkulaakulana.Bano banenya abakulu okulemererwa okutuusa amasannyalaze mu kitundu kyabwe, ekiviiriddeko emirimu gyabwe mingi okufa.N'amasomero gennyini agali mu kitundu galemereddwa okukola obulungi olw'abayizi abasulayo obutaba na ngeri ya kusomamu mu kiro.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda

Пікірлер: 15
@ZzingaRonaldSsebalamu
@ZzingaRonaldSsebalamu 4 күн бұрын
Abatagaliza nga bagala ekyoja mumiro bebalemesa amasanyalaze okutekebwa mukizimbe ekyo, mukolagane nomubaka wekitundu atuse ensonga eno ewa speaker mu parliament,kati wewunye ekitongole kya REA ekyabunyisa nga amasanyalaze mubyaro kyajibwawo dda😮
@trendspromax
@trendspromax 4 күн бұрын
Munenye ababaka bamwe eno balya nguzi mwe mwetudeko mwagala be kampala bebaba balwanirira
@nicksonkagaba2545
@nicksonkagaba2545 4 күн бұрын
ATE ABDEI BWANICKER YATUGAMBA KIMANYA KABONERA DEVELOPMENT AND INTERGRATION IS HIGH IN HE IS AREAS.
@kibwikaisaac11
@kibwikaisaac11 4 күн бұрын
Kati Bwanicker akola ki?
@dorothynalwoga235
@dorothynalwoga235 4 күн бұрын
Ekisirani kya bwanika kili mu parliament kisiliwara😏😏😏
@user-mb5pg3zi6e
@user-mb5pg3zi6e 4 күн бұрын
MPUUGA twagala 500 ssebo, tetwagala babbi
@paulinhoxavierii3744
@paulinhoxavierii3744 4 күн бұрын
Bwanika Yadda mubisiyaga
@mbaleduthomas
@mbaleduthomas 4 күн бұрын
Abed bwanika bamutma kunakyikirira yagenda kulya nkwe😂
@mukisamargie
@mukisamargie 2 күн бұрын
Abedi ali mukulwana nup kyangulanyi instead of sorting out the issues of bitongole government eleete amasanyaraze
@nalumansiannet1601
@nalumansiannet1601 3 күн бұрын
Mr Mpuga where are you wabula tuwalana nguzi not Owekitibwa as a person
@rosebuds307
@rosebuds307 4 күн бұрын
Mwekubire Endulu Mu Bakurembeze Wariwo Abaremesa Amasanyaraze
@EddyShastar
@EddyShastar 4 күн бұрын
Ababaka bemwaroda bari mukulya sete mpuga walye eza goloba fadi ne bitano500 leta sete zabatu
@banagakevin5587
@banagakevin5587 4 күн бұрын
Abed bwaniika akolaki
@NakawooyaMadinah
@NakawooyaMadinah 4 күн бұрын
Mubutuufu
@nakintujemimah5529
@nakintujemimah5529 3 күн бұрын
Eno siyewakulirwa 500 ne bwanicker
Khó thế mà cũng làm được || How did the police do that? #shorts
01:00
ИРИНА КАЙРАТОВНА - АЙДАХАР (БЕКА) [MV]
02:51
ГОСТ ENTERTAINMENT
Рет қаралды 6 МЛН
OMG😳 #tiktok #shorts #potapova_blog
00:58
Potapova_blog
Рет қаралды 3,8 МЛН
Children deceived dad #comedy
00:19
yuzvikii_family
Рет қаралды 6 МЛН
NKUBA KYEYO WE CANADA ISAC SEMPALA KU BY'OKUGOBA NYAZAALA WE KU TTAKA
1:00:55
How to win a argument
9:28
ajaxkmr
Рет қаралды 206 М.
Khó thế mà cũng làm được || How did the police do that? #shorts
01:00