Hi my dear naloota nga bba wa mukama wange alina wangamba okulongosa ate nga namaliliza dda okulongosa wo Kati lero muloose nga aleese muwogo owebibajo nga mufumbe ne enva ze ebinyebwa ne ndyako olumaze ne mpita na abaana be nembawa nabo ne balya ate nga olulala nafumbako ebinyebwa wanno nembagamba balyeko balabe oba biwooma ne bagamba nedda tebiwooma , kitegeeza ki mkn kuba Lero tuliilidde ddala.
@patiencemady8986 Жыл бұрын
Musawo jebaleko nyabo naloose enkoko biri nga nsibe kukitooke ngemu nfu endala namu erina nobwaana kati nga ndaba ngezaako okujjawo enfu njisuule ngate nayo nsibe kati ngenamu egezaako okumbojja buli lwengezaako okujjawo enfu era namaliriza enemye okujjawo sajikuteko oba kitegeezaki musawo
@meemeginah3123 Жыл бұрын
Mazima emana enfunda yenyuma kuba naawe omukazi omukira oba oguwulira bulungi wali wonna😂
@MANYABINOMUSAWOMERCY Жыл бұрын
true
@rebeccanampijja2042 Жыл бұрын
Thanks musawo Mercy.Alamu ye Asafoetida powder.(Alamu is a brandname)Osobola omugula mu maduuka ge mele supermarkets,indianshops,maduuka ga spice ,Amazon etc
@nangoziirene4174 Жыл бұрын
Thanks
@safinamohammed6421 Жыл бұрын
Assalam alaiku warakhamtu wabarakat my favorite morning 💞💞how are you musawo marcy I love you darling 💓💓💓💓
Thank you so much dia for helping us more blessings to you my dia
@nagudiremah2162 Жыл бұрын
Musawo atubuzeko nyooo we missed you too thanks for the job
@MANYABINOMUSAWOMERCY Жыл бұрын
You're wecome
@babyeverlin879 Жыл бұрын
Ate kutawaza ne komamawanga nga maze ojifumba
@YvoneNassolo29 күн бұрын
Ate bwengitawaaza obutawaaza
@princesskirabo6320 Жыл бұрын
Wasibye otya musawo Mercy? Thanks so much! Naye nalose ekyiloto nga "munyumba mulimu pusii nyinji ezilina lanji ezenjawulo nga zigoba emesee bwezetolola mu diilo olwamaze nendaba akabwa akato nga Kaja Ka wenyela nekatula kumabali olwamaze nendaba eemu Ku kapa zili nga ebanga embukila awo nengugumuka" Nsaba Ku meaning yeekyiloto ekyo
@rhitahkeilin24893 ай бұрын
Thank you musawo Murcy wange naye ye alamu simetegede, ekilala tubitawaza tutya, tusonseka ngalo muunda oba wabwelu kimala?
@prossiekagimu3442 Жыл бұрын
Ate lero ekiro naloose omusajja bba wa mukama wangenga angamba negendereze nsobole okumalako contract yange twavudde kumuwalawe omukulu omukyala yangamba omuwala atandike okwetegekera nga ensawo ye gyatwala ku somero naye olumu tagitegeka nze ngitegeka naye nsigala mugamba gundi tegeka ensawo yo nga bwagamba nkwegayiridde jintegekere Kati nagitegese naye nga ebitabo byatwala ku olwo olunaku subjects nnyinji ne ezitowa bweyajikutemu najisa wansi natandika okujjamu ebitabo ebimu awo omusajja naye weyangambidde okwegendereza nsobole okumalako contract yange era yayogedde binji lwakuba ebimu sibijukira.
@prossiekagimu3442 Жыл бұрын
Weldone musawo Mercy kitegeeza ki okuloota nga p Owangusemu amanyo