Рет қаралды 7,952
Omukulembeze w’eggwanga lino Yoweri Kaguta Museveni asumuusizza Wilson Mbasu Mbadi okutuuka ku ddaala lya General era namulonda okubeera omuduumizi w’Eggye ly’Eggwanga Omuggya ng’adda mu bigere bya Gen. David Muhoozi eyaakalondebwa nga minister omubeezi owensonga zomunda mu ggwanga.
Ono era alonze Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba okubeera omuduumizi w’Eggye eryokuttaka era nga waliwo nabalala abasuumusiddwa
#BBSGambuuze #BBSAgeesigika #BBSKATI
Subscribe to Our Channel
For more news visit bbstv.ug
Follow us on Twitter / bbstvug
Like our Facebook page / bbstvug
Watch Live on bbstv.ug/live