Рет қаралды 3,646
www.ntvuganda.co.ug/
Gavana wa bbanka ya Uganda enkulu Emmanuel Tumusiime Mutebile, enkya ya leero agobweddwa mu kakiiko akaateekebwawo palamenti okunoonyereza ku mivuyo egigambibwa okuba nga gifumbekedde mu by'amafuta ga Uganda. Entabwe evudde ku mukulu ono kwerema kuwa mu bujjuvvu ababaka abali ku kakiiko kano, ebyali mu nsisinkano ye n'omukulembeze w'eggwanga ku by'okufulumya siringi za Uganda ezisoba mu kawumbi kamu mu nobukadde bina , nga zino zaagula nnamunkaanga ennwanyi.