Old is Gold but continue to Rest in internal peace mr. Kasozi
@wilberforcemagala Жыл бұрын
Webaale nnyo Emboozi teba nkadde okutukomezawo omwagalwa waffe Livingstone Kasozi. Wewaawo video eyo tekwatagana naluyimba mu background. Awo Kasozi yali mu kivvulu kya Muno Mukabi show nga 25th December 1996 e Nakivubo. Yali ayimba 'Dunia Weraba' nga back up ye Matthias Walukagga. Omwana we Kinyerere mu Buddu nga kati ye Mayor we Kyengera yeyayiiya oluyimba olwo olwa 'Namupenje' mu 1995 naluwa boss we Kasozi nga bali mu kibiina kya Kampala Music Stars
Banange bulijjo nga setegereza nga nti Oyo yali walukagga ayaayaaaaa 😂😂😂
@NandaulaPauline4 ай бұрын
😂😂😂😂😂😂nze nfaaa
@kalahusseinismail Жыл бұрын
Mayor 😂Kyengera Nsangi Walukagga
@namirembeMolly11 ай бұрын
Educative song. May God continue to rest his soul in peace
@EverestFernandez4 ай бұрын
Boi mayor oli wada eeeeh😂😂
@NandaulaPauline4 ай бұрын
Eeeee nange bimpedeko😂😂😂😂
@nelsonofficialug5747 Жыл бұрын
This music will remain sweet for decades
@SsengoziSadick7 ай бұрын
These guys were totally talented
@harrietkwagala63029 ай бұрын
Eeeehh! Walukagga muzeeyi wakaazi okutuuka ku kino! Wamma, Kasozi Livingston bweyafa Walukagga yafulumya oluyimba olugamba nti "Walukagga ndabye Kasozi andeseewo abadde omukuumi wange" kumbe baali bakinywi bwebati. Essuuti Kasozi gyayambadde ogisangawa mu Uganda akadde kano? Ebiseera ebyo! Nze saabimanya wadde. 1997 Kasozi awummula obulamu bwensi eno nga ndi wa 9 gyokka kyokka nga taata kasetti ye ekuba kadongo kamu awabuli ngeri.
@wilberforcemagala5 ай бұрын
@@harrietkwagala6302 Walukagga bwava e Kinyerere okuyingira Kampala, yaberako ewa Livingstone Kasozi era nga yamuwerako ku school fees nga bwayimba engeri gyeyali akyali omuto. Kasozi yali 'taata' jaali mu biseera ebyo
@oman-xo1ig Жыл бұрын
Kasozi nabimama aah 🙏 RIP 🙏 🪦
@Treatment-y7d Жыл бұрын
So nice song
@ShinahPretty2 ай бұрын
Mayor walukaga webale kwekuuma.. bano bona kati bageenzi
@kasulebriankalule2129 Жыл бұрын
Mayor nga mukadde nnyo!
@wilberforcemagala Жыл бұрын
Lol!
@ssenyonjopeter-tg3hy Жыл бұрын
Naye ssi dda nyo just 1996 oba 7
@UGANDAYOGELANANGE Жыл бұрын
1996
@NandaulaPauline4 ай бұрын
@ssenyonjopeter-thy Era dda gundi nze awo narina 10 year now am 38
@ssenyonjopeter-tg3hy Жыл бұрын
Togwamu ssuubi laba Mayor waffe kati
@reagankasendwa4 ай бұрын
we miss such music
@amonndenga527911 ай бұрын
Walukaĝga is old kweri
@NandaulaPauline4 ай бұрын
Mayor nga yali muwanvu kati ate mumpi.😅
@NakalemaF-vm3dr6 ай бұрын
Lwakuba oluyimba silwelwo eyo video yali ya dunia weraba
@Mjn92410 ай бұрын
Banange lwakyi oluyimba lwa legend kasozi olwa ndikibulira ani nga telling ku KZbin why???
@MosesUg-qy5syАй бұрын
Kati walukaga ayingira Myaka 60 saawa yonna 😮😮
@majamberesilas4301Ай бұрын
Ajiweza
@mawandafaridah Жыл бұрын
Walikagga banange okuzze😂😂
@wilberforcemagala Жыл бұрын
😀
@katwalosaleh34128 ай бұрын
Lem leave this comment here for whoever finds it listen, learn and apply
@ZiwaMoses-bp2ee Жыл бұрын
Kasozi
@KasoziRobert-ve2gz11 ай бұрын
But my namesàk
@masigarogers8711 ай бұрын
Coca-Cola is an old brand walai
@isaacmgizak6269 Жыл бұрын
Oba which year was that?
@wilberforcemagala Жыл бұрын
December 25th 1996 e Nakivubo stadium in Munno Mukabi show featuring Livingstone Kasozi farewell tour accompanied by the then hottest star on the music scene, Herman Basudde and a young budding star, Paul Kafeero. Unfortunately, another star of the moment, Fred Sebatta, did not appear due to failure to agree terms with the organisers, Bakayimbira Dramactors directors (CharlesJames Senkubuge Siasa, Aloysius MatovuJoy and Andrew Benon Kibuuka)