Рет қаралды 344,394
ntvuganda.co.ug/
Akakiiko akabuuliriza ku loodi meeya, Erias Lukwago wiiki eno kekasinze okubeera ku mimwa gy'abangi.
Ba kansala ne n'omukulu w'ekibuga babadde ku mutawaana na gwa kuddamu bibuuzo eby'okumukumu - abamu bagenze okumaliriza nga byebasooka okwogera babimenyeewo.
Ba kansala abamu batujjukizza ba minisita abaweebwa obukulu naye nga tebamanyi ministry zebakulira.