Рет қаралды 36,647
Eggye lya UPDF lyagala eyali akulira ekibiina kya FDC Dr. Kiiza Besigye okuddukira mu kooti bwaba akkiriza nti amagye gesenza ku ttaka lye mubukyamu.
Okusinziira ku magye ettaka eryogerwako lya gavumenti lyebafuna okuva mu Uganda land Commission.
Dr. Kizza Besigye wabula agamba nti alina obujulizi o bulaga nti ye nnanyini ttaka